Buli Muntu abeera n ‘ebigendererwa mu bulamu.
Ebimu ku bintu abantu byebagaala ennyo y’emmotoka era buli afuna ssente agirowozaako.
Mu Bungereza omukyala aguze emmotoka nga ky’ayagala kugitomza supamaket ebadde yamutama
Omukyala ono kino akituukirizza nti abadde yakagula emmotoka ye n’agiyisa mu ka spuamaket k’okukyalo.
Kino ssi lw’asoose okukikola, yakikolako emyaka 15 emabega
Omukyala ono ow’emyaka kati 52 ategeezezza poliisi nti…
Waliwo empaka z’ebisolo ezitegekeddwa mu ggwanga lya Bungereza
Empaka zino zeetabiddwaamu embwa, kkapa n’enjiibwa kyokka nga kkapa emu eyaleeteddwa y’ekyanywedde mu bisolo ebirala akendo
Omuwanguzi w’empaka zino agenda kulangirirwa nga 13 omwezi guno.
Abasajja bangi abakyala babakubira amasimu nebagatunulako nebaleka awo nga tebagakutte
Eyakikoze mu kibuga Florida mmundu yebimaze.
Omuwala ono abadde amaze emyaka 2 nga bayomba ne bba era lwabutakwaata ssimu kyokka nga ku luno yamujjiddeyo emmundu era nebatandika okugirwanira
Mu butanwa essasi lyakubye omusajja era nga poliisi w’ejjidde ng’ali ku ttaka avaamu omusaayi
Omukozi mu kifo ekiriibwaamu emmere, mu ssanyu eringi akubye omulanga, abazze okulya bwebamusasulidde amasanyalaze g’omu maka ge
Khadijah Muhammad abadde alemereddwa okusasula amasanyalaze oluvanyuma lw’okukozesa ensimbi zonna z’afuna ku mulimu kujjanjaba nyina abeera mu kibuga Ohio ekya America.
Omuwala ono yakubisizza akapappula keyassizza ku nju ye ng’asaba obuyambi kyokka nga yabadde tamanyi nti kiyinza okuvaamu ebibala amangu…
Omuvubuka azuukuse n’asanga ng’awabadde emmotoka ye waliwo ekinnya ataddeko kakokola tondaka nyuma .
Omuvubuka ono adduse n’ayita nyina ne kitaawe omuto nebabulawo nga batya nti beebaddamu okubulira mu ttaka
Abakugu mu mbeera z’obudde batandise okunonyereza ekivuddeko ekintu kino
Abantu gyebayoyoza enkoko n'enyama ono yye ayoya bakyala byebakozesa okwebyuula.
Britoni okuva mu kibuga Ohio wa myaka 22 ng'alya lipusitiika, ayishado ,'ebirala
Omusajja ono asingisiddwa omusango gw'okukwata ente n'endiga mu Kibuga Totenham ekya Bungereza.
Omusajja ono yasangibwa abagaalana abaali bawummuddemu nga yeberese ku nte.
Omusajja ono yegaana emisnago yadde nga yasnagibwa ali mu sitokisi na ngatto zokka.
Ente eyamenyeka amagulu gyebuvuddeko etadise okutambula oluvanyuma lw'okugifunira age kimpatiira
Ente eno nyini yo abeera mu kibuga Texas
Waliwo omusajja akwatiddwa oluvanyuma lw’okuzinira mu maaso g’omupoliisi omukyala mu ngeri esoomooza ng’amuyita bano abazina obukunya
Omusajja ono atandise okuzina nga bw’awuuba akatawulo obwedda k’akoona ku musirikale ono
Omusajja ono abadde asiibye ng’anywa ayanguye okusemberera omupoliisi ono abadde anonyereza era ku batamiivu balala abaali basiwuuka empisa
Abayiiya tebaggwa mu nsi.
Mu ggwanga lya China, omukyala ayiyiiza esweeta okuva mu nviiri ze
Omukyala ono eyali omusomesa amaze emyaka 11 ng’atunga esweeta eno .
Enviiri mw'atunze esweeta abadde aziggya mu kasanirizo ke k'akozesa buli lunaku.
Omukyala ono agambye nti abantu bangi beegomba enviiri ze olw’okunyirira nga y’ensonga lwaki abadde takyazisuula