Olwali
Obulungi bumumazeeko emirembe
Omusajja eyagobwa mu Saudi Arabia olw’okubeera omulungi ennyo, ebizibu bye bifuuse mabeere ga mbwa. Omusajja ono agobeddwa ne ku mutimbagano gwa facebook. Olmra Borkan Al Gala buli bw’ogenda ku mutimbagano guno otegeezebwa nti takyaliwo. Omusajja ono nabantu ababadde bamukwana omuli abasajja nn’abakazi babadde bayitiridde […]
David Moyes asikidde Ferguson
Abadde omutendesi wa Everton , David moyes azze mu bigere bya Alex Ferguson. Ono wkautendeka Man United okumala emyaka mukaaga Bino biddiridde Ferguson okulangirira nga bw’agenda okunyuka okutendeka Man united. Ferguson 71 awangulidde lub eno ebikopo 38 nga mwotwalidde nekikopo kya premier ekyomwaka guno okuva […]
Embwa ya poliisi evudde ku mulimu
Embwa ya police enkonzi yolusu mu kibuga oldham mu gwanga lya bungereza evudde ku gwajitutte nerya akamese kaawaka akalundibwa, bwebabadde baaza amaka agamu. Police ebadde enoonya njaga mu nyumba eno, wabula ebwa olulabye akamese kano akeeru wabula nga bananyini maka gano bakalunda, kwekusalawo okuva ku […]
Basenze paakingi
Omusajja asimbye emotoka ye mu paaking n’ayingira ekizimbe kimuweddeko bw’asanze nga paaking yonna esendeddwa Kkampuni ya China enkozi y’amakubo ebadde elimu ku kugaziya kkubo kyokka ng’elinze nnanyini mmotoka okudda nga talabikako. Mu kukoowa okulinda, kkampuni eno etandise okusenda buli kilamu n’erekamu akataka […]
Egya masaza
Empaka zamasaza ga Buganda zitongozebwa leero ku Bulange. Katikiro wa Buganda owek.JB Walusimbi asabye abawagizi okweyisa obulungi nokukomya effujjo kubisaawe era asabye ne team ezigenda okuzanya empaka zino ,okwolesa omupiira nomutindo omulungi. Yo company ya Gal Sports Betting ewaddeyo emipiira 100 eri team […]
Bamukuludde bukuluzi
Omusajja afunye obutakkaanya ne munne nebamalirira mu katemba. Omusajja ono Elton Kim asoose kukaaka nemunne era wakati mu kukoow amunne asazeewo okusimbula emmotoka . Kim tasaaga naye asazeewo okubuukira emmotoka neyelippa ku bonet kyokka nga tekilobedde munne kumukulula. Ono ate eyali yewera […]
Omuwuzi Jamirah asiimiddwa
Omuwuzi, Jamirah Lukunse alondeddwa nga munnabyamizannyo w’emyezi gw’okuna. Omuwala ono ow’emyaka 16 ayiseemu nga tewali kuvuganya ne bannabyamizannyo abalala abasiimiddwa. Abalala kuliko Ronald Mugula eyawangula empaka z’ebikonde omwezi oguwedde
Empaka z’amasomero
Empaka zomupiira ogwebigere azamasomero ga siniya eza copa cocacola zgyidwaako akawuuwo olwaaleero wali e kabala. Amasomero 57 gaamaze dda okutuuka ku somero lya kigezi high school nga omukolo omutongole oguzigulawo gwasaawa munaana ezemisana. Okusinziira ku mukwanaganya wempaka zino Kennedy Mutenyo ,amasomero gano bwegaatuukiriza ebisaanyizo . Empaka […]
Goonya erina swagga
Nebisolo nabyo sebo byaagala ekibuga. Goonya etolose mu kuumiro lyebisolo netandika okutambula ku nguudo zomukkibuga nga bwekoona ku motoka ezibade zisimbye kumabali. Emotoka ezisinga zibaddemu alarm era obwedda bwezikaaba goonya nga ekyamuka anti obweda eraba kipya. Wabula esanyu lyaayo litutte akabanga katono akulira ebyokwerinda mu […]
Emmundu ezadde leenya
Omwana owemyaaka 5 akubye mwanyina owemyaka 2 amasasi agamutiddewo. Oyinza okwebuuza emundu eno yajijeewa, kyabadde kirabo gyamazaalibwa okuva eri abazadde. Taata womwana yabadde amanyi aguze bino bibundu ebyokuzanyisa wabula nga mundu yaddala. Olwazze mu kisenge pmuto natandika okuzanya nemutowe nga bweyegezamu nga amukuba amasasi. Ebyavudemu […]