Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Emboozi

Katemba

Katemba taggwa mu nsi muno.   Mu ggwanga lya America, kkampuni emu ekoze ekipipa bya kasasiro mu kifanaanyi ky’okusajja ng’ayambadde engoye ez’omulembe   Kkampuni eno ekoze engoye endala z’etadde ku bud dole era nga kino kisanyukirizza ddala abantu.   Abamu ku bantu abalabye ku bipipa bino bagamba nti basoose kulowooza nti walwo omusajja abadde alaalidde u kipipa kyokka kibaweddeko okusanga nga…

Read More

Omwana alemedde mu kisero

Omwana abadde azannya alemedde mu kisero ky’engoye mw’abadde azanyira. Omwana ono abadde azadde jangu onkwekule ne maama we kyokka n’atasobola kuva mu kisero kino Poliisi eduukirira ebibamba eyitiddwa bukubirire era y’etaasizza omwana ono.   Omwana ono ekirungi nti tafunye bulabe bwonna.

Read More

Ekiwaani ky’enviiri kibizadde

Omukyala eyasaze olukujjukujju omwana we n’awangula empaka z’enviiri ali mu kattu Mpaka z’abadde z’ani asinza enviiri ezirabika obulungi era omukyala ono Sohila teyabiruddemu n’agula ki wiigi. Yakyambazza omwana we eyali yakutuka enviiri bw’atyo n’awangula. Abantu abaalabye omwana ono ow’emyezi ekkumi nga nyina amuyingiza mu kizimbe omwabadde empaka beebekengedde bwebatyo nebajulira Omukyala ono wabula yetonze n’ategeeza nga bweyakikoze okusanyusa muwala…

Read More

Batunda keesi n’omufu waamwo

Poliisi eyimirizza eby’okutunda ssanduuko oluvanyuma lw’okugisangamu engubanguba z’abantu Ssanduuko eno esssiddwa ku katale era nga bangi babadde bagaala okugigula kyokka kibaweddeko okusangamue engubagumba z’eyali nyini yo. Ssanduuko eno yabadde esiddwa ku mukutu gwa yintaneeti ng’etundibwa doola omutwalo gumu mu enkumi bbiri Aba poliisi mu kibuga Lowa beebekengedde bwebalabye ekirango era mu bwangu nebayimiriza eby’okutunda case eno.

Read More

Tiimu ya Express elondeddwa

Omutendesi wa team ye Express Sam Simbwa alonze abazanyi 18 abagenda ne team eno e Dafur mu Sudan mumpaka za Cecafa club championships. Team eno esuubirwa okusitula nga 15th omwezi guno,egenderako abakungu 5 nga bakulembedwamu Issa Magoola owa Fufa. Empaka zino zitandika nga 18th omwezi guno wabula ama’team agamu nga Simba ne ba champion bempaka zino  Young…

Read More

Emisinde kya Kyabazinga

Company ya Mtn etaddewo ebirabo munsimbi eziwereraddala shs3m eri abawanguzi nabanakola obulungi mumpaka zemisinde eza Kyabazinga Championship ezigenda okuyindira mukisaawe Bugembe  e Jinja kulwomukaaga lwa week eno. Zino empaka zamulundi gwa 8 ngazitegekebwa era nga nabalabi kumulundi guno bagenda kuyingirira bwerere. Kyo ekibiina ekikulembera omuzanyo gwemisinde mugwango kigenda kulondako abazanyi abanakola obulungi bategekebwe eketaba mumpaka zensi yonna eza World…

Read More

Swiiti w’ebbeere

Kampuni emu mu ggwanga lya America etandise okukola swiiti w’abaana ng’emukola mu mata g’amabeere.   Swiiti eno omuwa omwana n’atajula kuyonka beere   Nnanyini kkampuni eno, Jason Darling agambye nti akikoze oluvanyuma lw’okulaba nga mikwano gye gyonna kyenkana gilina abaana ate nga ba maama baabwe tebasobol kubayons aolw’emilimu Siiwti eno abaana abamunuunyeeko basigadde beekomba

Read More

Ente esobeddwa

Abaddukirize bayitibwa okutaasa engeri ezitali zimu. Abamu bayitibwa kutaasa kappa, mmese n’ebilala naye nga ku luno abaddukirize bano bayitiddwa kutaasa nte eyingizza omutwe mu kituli ekili ku muti negulaalirayo.   Ente eno yabadde egezaako kukunukkiriza muddo ogwabadde wakati w’emiti ebiri okuva ku lunaku lwa bbalaza   Abaddukirize bano batobye nga bakola buli kimu nga kigaanye okutuusa lwebasazeewo okusitula ente eno…

Read More