Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Emboozi

Bamukuludde bukuluzi

Omusajja afunye obutakkaanya ne munne nebamalirira mu katemba.   Omusajja ono Elton Kim asoose kukaaka nemunne era wakati mu kukoow amunne asazeewo okusimbula emmotoka .   Kim tasaaga naye asazeewo okubuukira emmotoka neyelippa ku bonet kyokka nga tekilobedde munne kumukulula.   Ono ate eyali yewera atandise okukuba emiranga nga bw’asaba munne asibe emmotoka nga wa era ng’abantu abawera bamukutte ku bifananyi…

Read More

Empaka z’amasomero

Empaka zomupiira ogwebigere azamasomero ga siniya eza copa cocacola  zgyidwaako akawuuwo olwaaleero wali e kabala. Amasomero 57 gaamaze dda okutuuka ku somero lya kigezi high school nga omukolo omutongole oguzigulawo gwasaawa munaana ezemisana.   Okusinziira ku mukwanaganya wempaka zino Kennedy Mutenyo ,amasomero gano bwegaatuukiriza ebisaanyizo . Empaka zino zakumala wiiki 2.

Read More

Goonya erina swagga

Nebisolo nabyo sebo byaagala ekibuga. Goonya etolose mu kuumiro lyebisolo netandika okutambula ku nguudo zomukkibuga nga bwekoona ku motoka ezibade zisimbye kumabali. Emotoka ezisinga zibaddemu alarm era obwedda bwezikaaba goonya nga ekyamuka anti obweda eraba kipya. Wabula esanyu lyaayo litutte akabanga katono akulira ebyokwerinda mu kibuga kya florida najirumba najirijja emigwa ku mimwa nga bwajituddeko. Ekikolwa kyono kyakoze kivumiriddwa…

Read More

Emmundu ezadde leenya

Omwana owemyaaka 5 akubye mwanyina owemyaka 2 amasasi agamutiddewo. Oyinza okwebuuza emundu eno yajijeewa, kyabadde kirabo gyamazaalibwa  okuva eri abazadde. Taata womwana yabadde amanyi aguze bino bibundu ebyokuzanyisa wabula nga mundu yaddala. Olwazze mu kisenge pmuto natandika okuzanya nemutowe nga bweyegezamu nga amukuba amasasi. Ebyavudemu kumukuba kyaasi ekyadala baabuwe naye nawunga. Abazadde baawulidde kyasi kivugira mu kisenga kyabaana baagenze okutuukayo…

Read More

Ani asinga ekirevu ekiwanvu

Gyo emizanyo munsi mingi nyo era tegigwayo. Mu Germany abaayo bategese empaka zabasajja abasinga okubeera n'ebirevu ebirungi nebiwanvu.   Abasajja abalina ebirevu ebiwanvu nemisono egyenjawulo beesowoddeyo okwewangulira ekirabo kino. Ba mandeevu ababuli kala baakede bagende beepime ani asinga.   Wabula awangudde empaka zino Bert Reynold's  alaze kyalinawo bwabadde nekirevu ekiwanvu nga kuliko namasulubu nga kwogasse nenswiriri empanvu.

Read More

Enjovu enzibi

Kati abantu sibeebokka abagezi munsi, nebisolo ebigezi gyebiri munsi.   Mu hungary waliyo enjovu enzibi. Enjovu eno eteega balamuzi era nga obubbi buno ebumazemu ebanga dene.   enjovu eno eyakazibwako erya Gemunu egera abalambuzi bafulumye mumotoka zaabwe, olwo nga eyisamu olumwa lwaayo oluwanvu nga apakula ebyokulya ebirimu, amazzi nebintu ebirala.   Kuluna enjovu eno bajikutte lubona nga ebba ebintu byabalambuzi nebabijisuuza neteekako…

Read More

Abongezza omusaala

Nga bweruli lunaku lw'abakozi, era abakozi basaana okuddizibwa ko. Mu kibuga  New York nanyini kampuni emu ayongezza abakozi be bonna omusaala. Wabula sibya bwerere, osooka kuteekawo mubiri nebakukubako tatu yakabonero ka  kampuni ekiraga nti ddala ogyaagala nyo era ekuli mumusaayi.   Abakozi abasoba mu 40 baataddewo dda emikono babakubeko tatu zino bongezebwe omusaala.   Nga ebyobwerere bwebitali byangu, tatu eno eruma…

Read More

Bakabasanya abaana

Abasajja 2 bakwatiddwa mu kibuga Manchester lwakukakana ku kalenzi akemyaaka 14 nebakaka omukwaano gwokukavuga olupanka. Alex Wilson-Fletcher, 42, and Abdelkader El Janabi, 55, baalumba akalenzi kano akaali kayingidde kabuyinzo neboolesa empisa ensiiwufu, oluvanyuma lwokukakakanako nebakagula buutu.   Baabuwe bano beerabidde nti mu tooyi namwo mulimu kamera era baabuwe zezaabalopye oluvanyuma lwokubalaga nga beetetevula akalenzi kano, bambi nga bwekakuba…

Read More