Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abaawangulwa mu kamyufu beekozeemu akabondo

Abaawangulwa mu kamyufu ka NRM beekozeemu omulimu nga kati beetaga kusisinkana omukulembeze w’eggwanga. Bano bakulembeddwaamu omubaka Peter Eriaku nga ye mubaka w’essaza lye Kaperebyong. Abeekozeemu ekibinja kuliko omubaka omukyala owe Mityana Sylivia Namabidde, Lilly Adong,Steven Mugabi Bakar, Sarah Mateke,Julian Modesta Auma,Flavia Kabahenda,James Mbahimba ne Nelson Sabira. Bano basisinkanyeemu ssabawandiisi w’ekibiina ku plaamenti era n’abasaba okwekolamu omulimu betereeze basobole…

Read More

Abavubuka bagenze mu kkooti

Waliwo ekibinja ky’abavubuka okuva mu bibiina ebyenjawulo abakwanze kkooti etaputa ssemateeka ekiwandiiko nga bawakanya eky’okwongeza ensimbi z’okusunsulibwa okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo wano mu ggwanga. Nga bayita mu kibiina kyabwe ekibataba, abavubuka bano bawakanya ekyokwongeza ensimbi z’okwesimbawo ku bukiise bwa palamenti okuva ku mitwalo 30 okutuuka ku bukadde 3 zebagamba nti nyingi. Nga bayita mu bannamateeka baabwe aba…

Read More

Abavuganya tebannaba kukkaanya

Ensisinkano wakati w’akakiiko k’ebyokulonda n’abasunsuddwa okwesimbawo ku bwapulezidenti ekomekerezeddwa awatali kyamaanyi kikkanyiziddwako ku byakampeyini . Okugyako ab’ekibiina kya FDC abategezezza nti enkungaana zaabwe bakuzitandikira Mbale, abesimbyewo abalala babadde tebannamaliriza nteekateeka zaabwe. Enkambi ya Amama Mbabazi eya  Go- forward  ekulembeddwamu  Solome Nakaweesi bategezezza nga bwebakyamaliriza enteekateeka sso nga bbo ab’ekibiina kya NRM bakiikiriddwa Moses Byaruhanga ne  Edwin Karugire. Omwogezi…

Read More

Bamusse mu ngeri etategerekeka

Entiisa ebutikidde abatuuse bokukyalo Lugusuulu mu disitulikiti ye sembabule oluvanyuma lw’okugwa ku munaabwe nga akubiddwa mizibu era afudde bamutwala mu ddwaliro.     Fred Sunni omutuuze ku kyalo  Kyabi mu disitulikiti ye sembabule y’asangiddwa nga ali bubi era babadde bamutwala mu ddwaliro n’akutuka.   Manyina w’omugenzi  Mary Kirabo ategezezza nga omugenzi bweyakubiddwa abantu abatanategerekeka nebamulekako kiyiritira.   Agamba mwanyina abadde akola obulimulimu…

Read More

Abe Rakai bayiseewo

Abobuyinza mu disitulikiti ye Rakai kyaddaaki bakkirizza abanonyi b’obubudamu mu kitundu kino okusenga mu bitundu byebagala. Ekibinja ky’abantu abasoba mu 100 okuli abaana bayingira disitulikitio eno ku kimotoka kya Fuso nebabatwala mu nkambi ya Sango bay gyebabadde. Omubaka wa pulezidenti e Rakai Charles Mubiru ategezezza nga bwebatalaba nsonga lwaki bakyabakuumira mu nkambi sso nga tewali tteeka libagaana…

Read More

Museveni yewozezzaako

Pulezidenti Museveni awolereza enkola y’okusimbawo omuntu omu ku bifo ebyenjawulo mu kibiina kya NRM. Pulezidenti era ne mu kamyufu k’ekibiina akaakaggwa y’alagidde abamu ku besimbyewo okulekera banaabwe  mu ttabamiruka. Abamu ku bannabyabufuzi kino bakilaba nga okutuulira enkola ya Demokulasiya. Wabula ye pulezidenti Museveni agamba nti yadde nga okuvuganya kulungi, abamu bwebalekera banaabwe tewali kizibu kale nga era mukakafu…

Read More

Abavubuka ba NRM batandise okwogereza bannaabwe

Ab’ekiwayi ky’abavubuka mu kibiina kya NRM babakanye ne kawefube w’okusakira omuntu waabwe eyesimbyewo ku bwapulezidenti obuwagizi nga bayita mu kwegatta. Bano batandikidde ku banaabwe abafuna obutakkanaya mu kibiina nebabakowola okudda eka okukomya enjawukana mu kibiina. Akulembeddemu abavubuka bano  Gaddafi Nasur  agamba baataddewo dda akakiiko akagenda okutabaganya abo bonna abamegeddwa mu kamyufu.   Kino kiddiridde abamu ku bavubuka abaakubidwa mu…

Read More

Abavubuka bawakanya eky’okwongeza ensimbi

Waliwo ekibinja ky’abavubuka okuva mu bibiina ebyenjawulo abakwanze kkooti etaputa ssemateeka ekiwandiiko nga bawakanya eky’okwongeza ensimbi z’okusunsulibwa okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo wano mu ggwanga.   Nga bayita mu kibiina kyabwe ekibataba, abavubuka bano bawakanye ekyokwongeza ensimbi z’okwesimbawo ku bukiise bwa palamenti okuva ku mitwalo 30 okutuuka ku bukadde 3 zebagamba nti nyingi.   Nga bayita mu bannamateeka baabwe aba…

Read More

Abalongo abegasse bazaaliddwa e Masaka

File Photo:Abaana abalaridwa nga begaase Waliwo abaana ba nabansasaana abazaaliddwa mu ddwaliro lye Masaka. Abaana abazaliddwa tebalina bitundu bya kyama , ate ng’amagulu balina asatu. Omukyala azadde abaana bano ye Sharon Akankunda  nga we Lwemiyaga. Dokita akola ku mukyala ono Herbert Kalema agambye nti kyandiba ekizibu abaana bano okuwona kubanga tebalina bitundu byakayama, ekyenda balina kimu n’amagulu balina asatu. Bakadde…

Read More

Besigye awandiisiddwa

File Photo:Abawagizi ba Besigye nga bava e'Nambooze Kyaddaaki akwatidde ekibiina kya FDC bendera ku bwapulezidenti  Dr. Kizza Besigye asunsuddwa oluvanyuma lw’okulwa mu kkubo olwa namunji w’omuntu abadde amulindiridde .. Nga ayogerako eri bannamawulire, Besigye ategezezza nga bw’atalina mpalana ku kakiiko k’ebyokulonda wabula wakugenda mu maaso n’okwongera okubanja enongosereza mu mateeka g’ebyokulonda wamu n’akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde akatali mu…

Read More