Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ekitta bantu kirina okukoma e Burundi

File Photo: Abantu nga balwanagana na bajasi Ssabawandiisi w’ekibiina ky’amawanga amagatte  Ban Ki Moon avumiridde ekitta bantu ekikyagenda mu maaso mu ggwanga lya Burundi . Ki Moon ategezezza nga bwebagezezzaako okutabaganya enzuyi ezilwanagana naye bikyaganye kale nga bwebategendeza embeera yandifuuka nga eyali mu ggwanga lya Rwanda mu 1994. Ye omukulembeze w’eggwanga lya Burundi  Pierre Nkurunziza ayisizza okulabula eri…

Read More

Mukaaga balumiziddwa mu kabenje

File Photo: Omu kubasimatuuse akabenje Abantu mukaaga beebalumiziddwa mu kabenje akabadde wali ku luguudo lwa Lumumba mu kibuga. Taxi namba UAS 757P ekubye akagulumo ng’ekkirira mu paaka enkadde neyefuula. Abalumizidddwa kuliko Andrera Nakaweesa, Catherine Nabukenya, Namutebi Lydia Thomas, Okoko, Julius Mulindwa ne  Sandra Nalugo nga baddusidddwa mu ddwaliro e Mulago. Owmogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango agamba…

Read More

Ssabasajja akunze abavubuka

File Photo: Kabaka nga yogeera Ssabasajja Kabaka wa Buganda akunze abavubuka okukola kyonna ekisoboka okusobola okweyimirizaawo okwewala okusabiriza. Obubaka buno omutanda abutisse Katikkiro ku mikolo gy’olunaku lw’abavubuka mu Buganda  egibadde wali ku ssaza e Kyaddondo . Omutanda agambye nti omulembe gwe yaguwa bavubuka kyokka nga tebirina kukoma mu bigambo . Omutanda agambye abavubuka balina omulimu gw'okuzza Buganda ku ntikko Omukolo…

Read More

Manifesto ya NRM- Essira ku bya mirimu

File Photo : Museveni ne mukyala we Janet nga kutte manifesito Ekibiina kya NRM kyanjizza enteekateeka yaakyo ey’emyaka ettaano egijja giyite manifesto. Ekibiina kino essira kyakulissa ku kwongera okunyweza eby’okwerinda kubanga gwemusingi okuzimbibwa ekibiina. SSentebe wa NRM era nga y’akutte bendera ku ky’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni agambye nti ng’oggyeeko ebyo, essira lyakussibwa ku by’emirimu okulaba abavubuka abatalina mirimu…

Read More

abesimbyeewo bategeraganye

File Photo:Abawagizi ba Besigye Abesimbyeewo ku bukulembeze bw’eggwanga bassizza emikono ku ndagaano mwebasuubirizza okugoberera amateeka. Abesimbyeewo bano abawera omunaana bakkiriziganyizza okukola awatali kukubagana. Owa FDc Dr Kizze Besigye wakutandikira Rukungiri, Mbabazi agenda Masaka , Museveni wa Luweero, ate yye Prof Baryamureeba ategeezezza nti wakutambula ne Mbabazi. Omukyala yekka Kyalya Walube akwataganye ne Mabirizi okutambulira awamu. Wano akulira akakiiko akalondesa Eng.Badru…

Read More

America erumbye South Africa

File Photo: Omukulembeze wa America Omukulembeze we gwanga lya America aboggokedde egwanga lya South Africa ku nnati zebassa ku nkoko zaabwe Kati South Africa erina ennaku 60 okukyusa mu byebasalawo oba ssi kkyo ebyaabwe ssi byakutuuka mu America. Ekkoligo lino aba South Africa balirangirira ku nkomerero y’omwaka oguwedde oluvanyuma lwa ssenyiga w’ebinyonyi eyali abaluseewo. Obama aliko ebbaluwa gy’awandikidde gavumenti…

Read More

Omusirikale afudde omwenge

File Photo: Omusilikaale nga fuude Waliwo eyali omusirikale wa poliisi asangiddwa nga afiiridde mu nyumba oluvanyuma lw’okunywa omwenge. Omuduumizi wa poliisi e Mbale Peter Mugabi akakasizza  okufa kwa Copolo Mathew Matasi abadde omutuuze we Koyi muuluka gwe Bubesa mu gombolola ye ye Nyondo. Ono asangiddwa nga yafiira mu nyumba ye ngomulambo gwe gubadde gutandise okuvunda. Ebivudde mu basawo biraze…

Read More

10 beebafiira mu bubenje

File Photo: Emotooka eguude ku kabenge Abantu 10 beebafiridde mu bubenje obwenjawulo ku nguudo ku luguudo lwe Masaka mu bbanga lya mwezi gumu gwokka. Atwala poliisi y’ebidduka e Masaka  James Tibaijuka bino y’abitegeezezza bannamawulire bw’abadde asoma alipoota ekwata ku by’entambula. Obubenje 16 bwebubaddewo mu mwezi oguwedde,nga ku buno  8 ddekabusa, 7  bwali bwamaanyi ate nga akabenje 1 tekaali…

Read More

Abasima zaabu bakaaba

File Photo: Ekoleero lya Golodi Abasuubuzi ba zaabbu n'abamusima  mu district ye Mubende balajanidde pulezidenti Museveni okubayamba mu kunyweza eby'okwerinda byaabwe mu birombe bya Zaabu ono ebiri mu kitundu kino olw'omuwendo gw'abantu abafa okweyongera obungi nga batemulwa ne babibwako ensimbi  ng'ettaka libaziika olw'obutafuna byuma bigunduuza kubasimulayo n'obutaba  na poliisi emala mu kitundu kino. Abantu abali mu mitwaalo…

Read More

UNRA nvundu- Kagina

File Photo: Ezimu ku ngudo ezikoredwa ekitongole kya UNRA Akulira ekitongole ky’enguudo ekya UNRA Allen Kagina agamba nti ekitongole kino kisenseddwa nnyo enguzi era nga buli kimu gikolebwa gadibe ngalye. Bw’abadde alabiseeko mu kakiiko akanonyereza ku mivuyo egiri mu kitongole ky’akulira , Kagina agambye nti emyezi omukaaga gy’amaze mu kitongole kino akizudde nti kkampuni ezisinga zaayita mu…

Read More