Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Eyawanguddwa Nabakooba atabuse

File Photo: Eyaali owogezi wa police nabakooba Omubaka wa disitulikiti omukyala Dorothy Mpima aganye okukkiriza nti yawanguddwa era wakwesimbawo nga atalina kibiina. Bino Mpiima abirangiridde ku kitebe kya NRM ku disitulikiti  oluvanyuma lw’omuyimbi Judith Babirye okumumegga. Mpima alumiriza ab’ebyokwerinda okumulwanyisa nga bagulirira abalonzi. Wabula ye omuwandiisi w’ekibiina ku disitulikiti James Wasswa ategezezza nga okulonda bwekubadde okwamazima. Ku kifo ky’omukiise we…

Read More

NRM esazizzaamu okulonda, mu Bugisu, bayomba

File Photo: Muna Nrm nga londa Akamyufu ka NRM mu bitundu bye Bugisu kafumbekedde buvuyo na kwekalakaasa. Amannya ga bantu agamu tegabadde ku nkalala, ebikozesebwa mu kulonda bituuse kikereezi sso ng’ate ewalala ebituuseeyo bibadde tebimala. E Mbale mu kitundu kye Wanale, abaana abali wansi w’emyaka 15 balabiddwaako nga nabo balonda. E Tororo enkuba eya maanyi etonye eyingiridde emirimu era…

Read More

Okulonda mu kampala, balwanye, e Makindye tebalonze

File Photo: Abawagizi ba NRM Okulonda kw’akamyufu k’ekibiina kya NRM kufundikiddwa mu bitundu ebisinga ng’okubala obululu kutandise Akalulu kano mpozzi keekamu kw’obwo obufumbekedde okulwanagana nga n’awamu okuyiwa omusaayi kulabiseeko. Mu kampala, embeera etandise ya kimpowooze kyokka ng’ebintu bimaze nebitabuka E Lubaga enguumi enyoose abawagizi ba Katongole Singh bwebalumbaganya aba Abdul Kitatta gwebalumiriza okutabula okulonda   Wabula yye Sentebe wa NRM e…

Read More

omupoliisi wakukwatibwa

File Photo: Muna mawulire eyakubwa police Eyali atwaala poliisi ya Kampala mukadde Jorum Mwesigye ayolese okukwatibwa lwakwepena kkooti Omulamuzi wa kkooti ya Buganda road ow’eddaala erisooka Mary Kaitesi Kisakye agambye nti tagenda kulonzalonza kulagira Mwesigye akwatibwe ssinga talabikako mu kkooti nga 10 December. Guno gwa kusatu nga Mwesigye yepena kkooti era nga yakoma okugendayo mu gw’omusanvu. Mwesigye avunaanibwa kukuba…

Read More

Omuliro gukutte edduuka lya piki

File Photo: Ekizimbe ekiyidde mu kampala Poliisi etandise okunonyereza ku kivuddeko omuliro ogukutte edduuka lya pikpiki ku luguudo oludda e Bombo wakati mu kibuga Kampala. Omulir guno gutandikidde mu piki negulanda okukwata edduuka eddala eritunda eddagala. Atwala poliisi y’abaziinya mooto Joseph Mugisa agambye nti okunonyereza kwebasoose okukola kulaga nti omuliro guno gwandiba nga guvudde walagi abadde mu dduuka…

Read More

E Rubaga balwanye – Singh akaaba

File Photo: Katongole Singh nga buuza ku bantu Okulonda kw’akamyufu k’ekibiina kya NRM kufundikiddwa mu bitundu ebisinga ng’okubala obululu kutandise Akalulu kano mpozzi keekamu kw’obwo obufumbekedde okulwanagana nga n’awamu okuyiwa omusaayi kulabiseeko. Mu kampala, embeera etandise ya kimpowooze kyokka ng’ebintu bimaze nebitabuka E Lubaga enguumi enyoose abawagizi ba Katongole Singh bwebalumbaganya aba Abdul Kitatta gwebalumiriza okutabula okulonda   Wabula yye Sentebe…

Read More

Omuwala embereera aleese obujulizi

File Photo: Abagoole nga benywegera Omuwala eyasuubiza kitaawe nti ajja kwekuuma  azze n’ebbaluwa y’abasawo eraga nti abadde akyaali mbereera ku mbaga ye. Omuwala ono Brelyn Bowman ebbaluwa ye gy’akwasizza kitaawe ng’eriko omukono gw’omusawo nti mu butuufu abadde talabanga ku musajja. Ono afumbiddwa muganzi we gwebagaalanye okuva mu buto era nga bakubye ebirayiro ku mukolo ogukungaanyizza abantu abasoba mu…

Read More

KKapa egangayidde

File Photo:Kappa nga ekutte ecuppa ya biya Kkapa eyanywedde n’egangayira erayidde obutaddamu kukwata ku ccupa oluvanyuma lw’okugoyebwa omwenge kumpi kumala wiiki musanvu Ka kkapa kano akamanyiddwa nga Alijosha kaanywedde eccupa za wayini ssatu eza neyiba bwekabadde katambula agaako. Nanyini ko agambye nti okumala wiiki musanvu ng aka kkapa kano tekasobola kutambula era nga kagwa eyo gyekanyweera. Oluvanyuma lw’okukalanga buli…

Read More

Besigye asunsulwa lwa kusatu oluggya

Akutte bendera ya FDC ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga Dr. Kiiza Besigye wakukakasibwa nga 4 omwezi ogujja. Kidiridde akakiiko okugaana okusaba kwa FDC okwasooka nti Besigye asunsulwe nga 3 ku ssaawa nya ez’oku makya Essaawa zino zibadde zikayaanirwa aba FDC ne NRM kyokka ng’akakiiko kasazeewo dda nti NRM yeeyasooka okusaba Amyuka akulira akakiiko kano Michael Kabaziguruka agambye nti kati…

Read More