Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abakulu ku poliisi ye Kajjansi bakwatiddwa

Abasirikale ba poliisi abamadaala ag'awaggulu ku poliisi ye Kajjansi  4 bakwatiddwa ,ku byekuusa ku kufa kw'omu ku munaabwe ayakubiddwa amasasi abazigu wiiki ewedde . Bano bavunaanibwa kubeera nabulagajavu ku kikwekweto kyebakola  ,ekyavirako ababbi b’emmundu okutta eyali akulira poliisi eno  Joseph Bigirwa . Abakwatiddwa kuliko adumira poliisi ye kajansi Edson Muganzi , akulira ebikwekweto, akulira okunonyereza ku misango…

Read More

Omuliro Gusanyizzawo Ebiwera ku Bbiri E wandegeya

  Omuliro gusanyizaawo  obuyumba bw’abatunda entebe wali ku bbiri nga wakava e Wandegeya kumpi n’enkulungo y’emulago. Obuyumba buno nga Obusinga  bwambaawo bwebusaanyewo nga bananyini bwo kati bali mu maziga Okusinziira ku akulira ekitongole kya poliisi ekizinya mooto  Joseph Mugisa, bayitiddwa bukubirire nga bukya era baatuse dda mu kifo kino okuzikiza omuliro guno. Ekiviiriddeko omuliro guno tekinategerekeka naye  kwo nga okunonyereza…

Read More

Abalidde embizi enfu bataawa .

    Ku kyalo Madda mu gombolola ye kawolo, abantu mwenda badusidwa mu dwaliro e lugazi ,oluvanyuma lw’okulya embizi eyabade esuulidwa. Kigambibwa nti bano okuli ne defence w'ekyalo,baasanze embizi eno nga esuulidwa, wabula bbo tebaamaze nakwebuuza kigisse nebagibaaga . Mukaseera kano bano bali mu dwaliro ekawolo, era nga batawaanyizibwa embiro kko n'okutanaka .

Read More

Aba taxi beekalakaasa

Abagoba ba taxi bakedde kwekalakaasa Kiddiridde aba KCCA okuyisa ekiragiro nti emmotoka zonna ezisimba mu paaka ya cooper Complex zidde mu paaka ya USAFI Paaka eno wetwogerera nga nkalu era nga yayiriddwaamu ettaka. Abataxi betwogeddeko nabo bagamba nti KCCA tebebuzizzako ate nga balina endowooza zaabwe ku ngeri ensonga eno gy'eyinza okukwatibwaamu. Wabula omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba kino…

Read More

Akulira poliisi e Kajjansi attiddwa

Abazigu abatanategerekeka basindiridde aduumira poliisi ye Kajjansi Joseph Bigirwa amasasi agamujje mu budde. Abazigu bano babadde bagezaako okubba essundiro ly’amafuta wamu n’akayumba ka mobile money mu kabuga  ye Kajjansi. Bano bawanyisiganyiza amasasi ne polisi okukkakkana ng’aduumira poliisi Joseph Bigirwa attidwa. Omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emirirwano Ibin Ssenkumbi akakasizza enjega eno, wabula n'ategeeza nti poliisi etandise okuwenja abazigu…

Read More

Omukozi agambibwa okutta omwana atuuyanye

Omukozi w’awaka agambibwa okutta omwana wa mukama we ow’myezi 2 olwaleero asimbiddwa mu kkooti. Mercy Natukunda nga wa myaka 23 avunaaniddwa mu maaso g’omulamuzi Juliet Hatanga Ono wabula takkiriziddwaako kubaako na ky’anyega lw’ensonga nti omusnago gw’aliko gwannaggomola Kigambibwa nti nga 25 omwezi oguwedde, omukozi ono ng’asinziira mu maka ga bakama be e Kiwatule yatta omwana Caleb Kanyale Natukunda kigambibwa…

Read More

Abasuubuzi bakaaye

Abasuubuzi mu kibuga bazzeemu okutegeeza nga bwebagenda okuggala amaduuka Obuzibu buvudde ku kya kitongole ekiwooza okukwata banaabwe olw’emisolo Abasuubuzi bano bagamba nti omusolo ogwogerwaako bangi bagusasula era nga babalanga bwebamage Basazeewo mu Lukiiko lwebatuuzizza mu kibuga nti omusuubuzi yenna addamu okukwatibwa nga nabo baggala amaduuka Omwogezi waabwe Isa Ssekitto agamba nti kirabika abawooza bategeera lulimu lwakwekalakaasa . Wabula yye omukungu…

Read More