Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Lukwago wakujjibwaako abasirikale

  Oluvanyuma lw’okulwanagana wakati w’abawagizi ba Loodi Meeya Erias Lukwago n’abasirikale ba poliisi, ekitongole kya  poliisi kitiisizza  okugyako loodi meeya basajja baayo abamukuuma. Adumira poliisi mu kampala  n’emirirano Andrew Felix Kaweesi agamba abasirikale ba poliisi bazzenga balumbibwa abawagizi babanabyabufuzi ab’oludda oluvuganya gavumenti ekintu kyebatayinza kugumikiriza.   Kati ono aweze okukozesa eryanyi  okuyingira mu lugya lwa loodi meeya singa analemererwa…

Read More

KCCA etandise okunonyereza ku basirikale baayo abaakubiddwa

  Ekitongole kya Kampala capital City Authority  kitandise okunonyereza ku bakwasisa amateeka bakyo  abakubiddwa abatembeeyi nga 5 balumiziddwa  byansuso era  bali mu ddwaliro bapoocca na biwundu, nga ate emmotoka za KCCA 3 nazo zayononeddwa ebitagambika. Akulira abakozi mu KCCA  Jennifer Musisi agamba bataddewo  akakiiko kekenenye byonna ebyabaddewo nga tebanasalawo kyakuzzako. Musisi wabula agamba oluusi abakwasi b’amateeka bano  bakozesa…

Read More

TTiyagaasi ewa Lukwago- Besigye naye akugiddwa

Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba Loodimeeya  Erias Lukwago ababadde bakunganidde mu maka ge e Wakaliga. Kino kiddiridde Lukwago, okugezako okufuluma amaka ge kyojka polisi n'emugaana. Kinajjukirwa nti okuva ku makya poliisi eggumbye mu maka ga Lukwago okumuttangira okugenda mu kibuga. Kati balooya ba Lukwago nga bakulembeddwaamu Medard Segona ne Abdul Katuntu bategeezezza nga bwebagenda mu kooti…

Read More

Tuli betegefu okulwanyisa enguzi-Mbabazi

Ssabaminister w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi ekinoganyiza nga gavumenti  bw'ekyalina embavu wamu n'ekigendererwa okulwanyisa enguzi. Wabula Mbabazi agambye nti ebitongole birwanyisa enguzi omuli ekya Kalisoliso wa government,bisaana okwongeramu amaanyi. Mbabazi era asabye abantu babulijjo nabo okwetanira okulwanyisa obukenuzi, olwo egwanga lisobole okuterera. Ono okwogera bino abadde atongoze weeki eyokulwanyisa obukenuzi.

Read More

Bannamawulire bawummuziddwa

Banamawulire 3 bawumuzidwa ku mirimu. Bano balangibwa kukyaza banabyabufuzi abavuganya gavumenti ,abawagira Lukwago, kyokka nebalemererwa okukyala bannabyabufuzi okuva ku ludda lwa gavumenti. Abagwummuziddwa  kuliko Simon Kaggwa Njala, Basajja Mivule ne Peter Kiyingi amanyidwa nga PK Bbosa. Wabula ye akulira radio, bano kwebabadde bakola Maria Kiwanuka asambaze amawulire gano, kyokka n'atusindika eri abaddukanya radio eno. Wabula kawefube waffe ow'okufuna akulira…

Read More

Tiiimu y’okubaka eri Singapore

Tiimu y’abakyaala ey'omuzanyo gw'okubaka etuuse mu ggwanga lya Singapore enkya ya leero. Team eno eya She Cranes egenze kwetaba mu mpaka z'amawanga omukaaga eza 6 Nations Netball Cup omuli amawanga nga Ireland,USA,Sri Lanka,Papua Guinea wamu ne Singapore abategesi. Uganda etuuse kikerezi wabula yakuzanya omuzanyo gwaayo ogusooka n'eggwanga lya Republic of Ireland Empaka zino zaatandise olunaku lweggulo ku Sunday…

Read More

Okutumbula okusoma okuva wansi

Minisitule  ekola ku byenjigirizaekwataganye n’akakiiko akakola  ku by’abaana okutabaala district ezenjawulo ga balondoola ensomesa y'abaana abato. Mu kaseera kano bano basazeewo okutabaala district 6 okutandikira e fort portal, nga muno bagenda kusinkana abakulira district zino boogere ku ngeri gyebalabiriramu abaana abakyali abato naddala abo abali mu nasale. Nga ayogerako ne bannamawulire , Martin Kiiza  nga ono yye…

Read More

Bannaddiini bakulembere olutalo ku nguzi

Abakulembeze b'amadiini basoomozeddwa okukulemberamu olutabaalo lw'okulwanyisa enguzi,mu Uganda yonna . Kati Faaza Gaetano Batanyenda nga ono 'yakulira akakiiko akataba enzikiriza ez'enjawulo mu bitundu bye kigezi,atugambye nti mu kaseera kano waliwo abakulu b'amadiini abatandise okupondoka  nga babikkirira. Ono agamba nti singa abantu nga bano batandika okutya okwogera ku nguzi,tewali kubuusabuusa enguzi ebeera emaze okufuna ettaka egimu. Faaza  agamba nti abakulira…

Read More