Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abaziyiza emisango tebalina mmundu- Poliisi

File Photo: police nga esomesa abantu Poliisi esambazze ebigambibwa nti abaziyiza emisango abamanyiddwa ng aba crime preventers yabawadde emmundu mu kwetegekera akalulu akabulako ennaku. Kino kiddiridde ebibiina by’obwanakyewa okuvaayo nebitegeeza nga bano kati bwebakaalakaala nemigemera wala. Kati omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba tewalai aziyiza misango ayinza kuweebwa mmundu kubanga tebatendekebwa kukwata byakulwanyisa. Agamba baakola dda enteekateeka…

Read More

Mbabazi ssiwakucunya Museveni

File Photo: Museveni ngaiko bwagamba Mbabazi Eyesimbyewo ku lulwe  John Patrick Amama Mbabazi asuubizza obutayisa pulezidenti Museveni nga kyakuttale singa anawummula mu mirembe. Ekisuubizo kino yakikoze akuba enkungaana mu tawuni ye Kamwenge akawungezi akayise. Mbabazi agamba nga amaze okutuula mu ntebe y’obukulembeze bw’eggwanga, wakukola ku biluma bannayuganda bilala sso ssi kudda mu kuvunaana Museveni.

Read More

Ssejusa adda mu kkooti

Eyali omukwanaganya w’ebitongole ebikessi General David Ssejjusa mu kiseera kino nga ali mu kaduukulu k’amagye asuubirwa okutwalibwa mu kkooti y’amaGgye agulweko emisango egyenjawulo.   Sejusa y’akwatibwa ku sande nga omwogezi wa gavumenti Ofwono Opondo y’ategeeza nga ono bweyayogera ebigambo by’obusagwa nga ate akyali mu magye.   Munnamagye ono yakwatibw aokuva mu makage e Naguru n’atwalibwa mu nkambi y’amagye e…

Read More

Abalonzi tebamanyi kyakukola

Ng’ebula ennaku bbiri zokka okulonda kukwatibwe , akakiiko akalondesa kalumbiddwa olw’obutakola kimala kusomesa bantu bikwata ku kulonda Alipoota efulumiziddwa bannakyeewa eraga nti abantu bokka abamanyi ebigenda mu maaso ku kulonda baweza ebitundu 26 ku kikumi. Akulira omukago guno Richard Ssewakiryanga agamba nti abantu bangi tebamanyi wakulondera ate abalala tebamanyi bikwata ku kulonda okutwaliza awamu Ssewakiryanga agamba nti kino…

Read More

Gavuenti erabudde abeeru

Gavumenti eyisizza okulabula eri amawanga g’abeeru ku ky’okweyingiza mu byobufuzi bya Uganda. Omwogezi wa gavumenti  Ofwondo opondo agamba nti abagabirizi b’obuyambi basusse okweyogeza ku bitabakwatako naddala nga bayita ku mutimbagano. Opondo agamba nti kino ssi kituudu kubanga abantu bano basobola bulungi nnyo okuyisa okwemulugunya kwaabwe mu makubo amatuufu.

Read More

Abasawo basindikiddwa mu bukiikakkono

Minisitule y’ebyobulamu eriko ekibinja ky’abasawo 374 mu bukiika kkono bw’eggwanga okuyamba mu kujanjaba omusujja gw’ensiri ogusuza abeeno nga tebebase. Omuwandiisi wenkalakalira mu minisitule y’ebyobulamu Dr Asuman Lukwago agamba bano baweereddwa omulimu gwa nnaku 30 nga era bakujanjabira abantu ku malwaliro agenjawulo. Omusujja guno gwatabuka mu July w’omwaka oguwedde nga era abantu abasoba mu kakadde beebakakosebwa sso nga…

Read More

Gavumenti yakufafaagana n’abakola effujjo

Gavumenti ekkatirizza obumalirivu bwayo okukangavvula oyo yenna anakola efujjo nga okulonda tekunaba nemubiseera by’okulonda. Nga ayogerako ne bannamawulire ku ssengajero ly’amawulire , omwogezi wa gavumenti Ofwono Opondo ategezezza nga bwebafunye amawulire nti ab’ekibiina kya FDC balina abakubi b’emiggo ab’obubinja bw’aba Militia okutabangula okulonda kyebatayinza kukkiriza. Opondo agamba nti era bakitegeddeko nti FDC ekolagana n’ebibiina okuva ebweru w’eggwanga…

Read More

NRM yeeyakasinze okukola kampeyini

Okunonyereza kulaze nga nga ekibiina kya NRM kyekikyakira ku birala mu kunonya akalulu okugenda mu maaso. Bino bifulumidde mu alipoota efulumiziddwa ab’ekibiina ekilondoola okulonda ekya  Citizens Election Observers Network Uganda. Okunonyereza kwakolebwa wakati wa November 2015 ne January w’omwak guno nga era kulaze nga NRM bwebabadde baakatalaaga eggwanga ebitundu wakati wa 20 ne 29%, nga FDC ekwata…

Read More

Abavuganya boogedde ku Sejusa

Ab’oludda oluvaganya gavumenti bategezezza nga eky’amagye okukwata General David Sejusa bwekigendereddwamu okutiisatiisa abalonzi. Gen. Sejusa mu kiseera kino akuumibwa mu nkambi y’amagye e Makindye nga era asuubirwa okuleetebwa mu kkooti y’amagye olunaku lwenkya. Omwogezi w’ekibiina kya FDC Ibrahim Ssemujju Nganda agamba wabula kino ssikyakujja bannayyganda ku mulamwa gw’okulondawo ekituufu. Mungeri yeemu ssabawandiisi w’ekibiina kya DP  Mathias Nsubuga naye…

Read More

Abe Bukomansimbi batabukidde Museveni

Abavubuka ba NRM e Bukomansimbi basanyizawo ebiyitirirwa ebyazimbiddwa okwaniriza pulezidenti Museveni mu kitundu lwabutasasulwa. Ebiyitirirwa bino bibadde bizi9mbiddwa mu katawuni ke Butenga nga bagamba baamaze obudde bwabwe okuyoyota ekitundu wabula nebatafuna mpeera yaabwe. Nga bakulembeddwamu ssentebe w’abavubuka mu gombolola ye Butenga  Ronald Jjuuko,  bategezezza nga bwebazze basaba okusisinkanam abakulembeze b’ekibiina mu kitundu kino wabula nga babebalama. Jjukko agamba…

Read More