Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omukazi ayokezza omwana wa mugya we

Bya Yahudu Kitunzi Poliisi mu district ye Mbale ebakanye nomuyiggo ku mukazi nakampaate agambibwa okutta omwana wa mugya we owemyazi 2. Bino bibadde ku kyalo Bugunalire Lower mu gombolola ye Mutoto mu district ye Mbale. Omwana Elijah Wambutu abadde mutabani wa Bernard Wakayinza, nga kigambibwa nti omukazi agamabibwa okubeera muganzi womusajja yeyamwokezza. Omuddumizi wa poliisi mu district ye Mbale Mathias…

Read More

Banna’Yuganda tebalina busobozi mubyamafuta

Bya Ivan Ssenabulya Ministry eyamasanyalaze nebyobugagga ebyomu ttaka ekakanyizza bann-Uganda abemulugunya ku makampuni ge bweri nti gokka gegawereddwa meiimu gyokusima amafuta. Ronald Gobola omukulu okuva mu kitongole ekivunayizibwa ku mafuta ge gwanga, ategezeza nti naga kuno galiko emirimu ejijja okugaweebwa, webalina obusobozi. Okwogera bino abadde mu lukungaana olutudde e Mukono ogutudde ku kitebbe kya district nga gukwata ku…

Read More

Abaana abali mu nkambi bakyasoma bubi ddala.

Bya Ritah Kemigisa. Ekitongole ekitera okunonyereza ku by'enjigiriiza ekya UWEZO kiriko okunonyereza kwekikoze mu nkambi z'ababundabunda nekizuLa nga  abaana abali mu P.3 nga  tebali mu nkambi, ko n'abali mu p.2 nga bali mu nkambi tebasobola kusoma wadde okuwandiika. Twogedeko n'akulira Uwezo  mu uganda  Dr Mary Goretti Nakabugo, nagamba nti nga ojjeko okubagerageranya n'abalala, abaana abali mu nkambi…

Read More

Abakozi ba gavumenti bwakongezebwa ensako.

Bya Ritah Kemigisa. olukiiko lwaba minisita [Cabinet ] lusazeewo okwongeza abakozi ba gavumenti akasiimo  okutandika n'omwaka gwebyensimbi ogujja. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku Media center ku byakanyiziddwako mu lutuula lwaba minsita olunnaku lw’e ggulo, omumyuka w’omwogezi wa gavumenti Col Shaban Bantariza agambye nti kino kigenderedde okwogazisa abakozi emirimu. Ono agamba nti batunuliidde abakozi ensako gyebafuna naddala abakola okusukka…

Read More

Okusomesa eby’emikono kube kwabwerere.

Bya Samuel Ssebuliba. Minisitule ekola ku  by'enjigigiriza esabiddwa okutandika okusomesa abaana mu masomero g'eby'emikono ku bwereere, kino kikendeeze ku bantu abayigga emirimo olw'obutaba na buyigirize. Kinajukirwa nti mukaseera kano, okusoma  mu primary , secondary ne universrty kuyambibwako gavumenti  songa yo mumasomero g’eby'emikono okusoma kwa nsimbi. Twogedeko n'omubaka we Nyabushozi  Col Fred Mwesigye nagamba nti mukaseera kano egwanga teririna…

Read More

Banamateeka ba Nambooze badukidde mu kakiiko akalera edembe ly’obuntu.

Bya Ruth Anderah. Banamateeka abakikirira  omubaka we Mukono munisipalite Betty Nambooze Bakireke  badukidde mu kakiiko akalera edembe ly'obuntu nga baagala kayingire mu nsonga za muntu waabwe akyagaaniddwa okutwalibwa e bunayira ajanjabibwe. Bano  baagala akakiiko kano kakozese obuyinza bwako obukaweebwa mu kawayiro  53   aka  ssemateeka okulagira police okuyimbula   Nambooze agende e India okufuna obujanjabi. Kinajukirwa nti ku lunaku…

Read More

Palamenti egaanye okuteesa ku nsonga za kayihura.

Bya samuel ssebuliba. Sipiika w parliament Rebecca Alitwala Kadaga akaladde naagaana ababaka ba parliament okuteesa ku nsonga z'okuggalirwa kwa Gen Kale Kaihura, nga ono mukaseera kano ali wano Makindye. Kino ekiteeso kibadde kireteddwa omubaka we Kisoro  omukyala Rose Kabagyeni, nga agamba nti abantu beeno baagala okumanya ekifa ku mwana waabwe kakano ali mu komera Ono agambye palament nti …

Read More

Abalamuzi ba kooti y’amajje bawereddwa ekisanja.

Bya Samuel Ssebuliba. Olw'eggulo lwa leero omukulembeze we gwanga azeemu n'alonda Lt Gen Andrew Gutti okubeera ssentebe wa kooti y'amajje , nga kaakano kino kifuuse kisanja kyakubiri. Kinajukirwa nti ono ekisanjakye kibadde kyagwako n’abalamuzi abalala abatuuka ku kooti eno, kyoka obubaka bwetufunye okuva eri ayogererwa amajje ge gwanga Brig Richard Kalemire bulaze nga bano bwebawereddwa obuvunanyizibwa obupya. Bino…

Read More

Rwakafuzi awakanyizza ebya pulezidenti Museveni

Bya Ivan Ssenabulya Abalwanirizi be ddembe lyobuntu basabye essiga eddamuzi ne gavumenti okukakasa nti abantu emisango gyebwe jiwozesebwa mu bbanga eryomwaka gumu. Bwabadde ayogerera mu kukubaganya ebirowoozo ku ddembe lyobuntu mu Kampala munamateeka Ladislaous Rwakafuuzi agambye nti kino kigwana okukolebwa kubanga ddembe lyabuntu okuzesebwa mu budde. Ono avumiridde ekiragiro kyomukulembeze we gwanga eri poliisi nabalamuzi okukomya okuwa abali…

Read More

Ekisenge kigudde nekitta abaana 2 e Mityana

Bya Nalweyiso Barbra Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo kyamanyooli mu muluka gwe Kikube mu gombolola ye Kalangaalo mu district ye Mityana ekisenge bwekigudde nekitta abaana babiri. Abaana bano kuliko Ssekyondwa Esau owemyaka 12 ne  mutto we Kyakuwa Jeremiah owemyaka 3 nga yye Nabuukeera Margret owemyaka 9 kati anyiga biwundu. Okusinziira ku taata wabaano bano Yusuf Kaasa, abaana bano…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play