Bya Samuel ssebuliba.
Government esabiddwa okwanguwa okunonyeereza kungeri ababundabunda, gyebakosezaamu obutonde bwensi mu bifo gyabakunganira.
Bino byogeddwa Moses Mandebo akulira ekibiina ekya Approaches to Rural Community Development ekisangibwa mu Arua, nga ono agamba nti Arua yokka esuza ababundabunda kumpi emitwalo 200,000, kale nga bano kyebakoze kwekusanyaawo obutonde bwensi.
Ono agamba nti bano bukyanga bajja basanyizaawo ebimera byonna, emiti…
Bya Moses Ndaye.
Ebibiina by'obwanakyeewa ebikola kuogwokulwanyisa enguzi bitabukidde akulira banka enkulu ya uganda Proff. Tumusiime Mutebire nga ono bamulanga kugezaako kusoomoza buyinza bwa kalisoliiso wa government
Kinajukirwa nti ebitongole bino byafunye obutakaanya oluvanyuma lwa kalisoliiso wa governmet omukyala Iren Mulyagonja okugezaako okunonyereza ensonga lwaki ono yagobye eyali akulira ekiwayi ekitwala banka nkozi z'amagoba omukyala Justine Bagyenda…
Bya Derrick Wandera
File Photo: Omwogezi wa FDC Ssemujju
Abekibiina kya FDC basabye abakulembeze benzikiriza okuboola ababaka bonna 317, abalonda nebawagira ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.
Bwabadde ayogera ne banwmulire omwogezi wekibiina, Ibrahim Ssemujju Nganda asabye bano obutaweebwa buziondaalo kwogera neobutabayaita uyadde mu masinzo mu nnaku znekulu eza Easter nokuyitawo.
Ssemujju agambye nti ababaka bano batekeddwa okusasulira…
Bya Ritah Kemigisa
Police ekakasizza obukuumi eri bann-Uganda mu wiiki entukuvu okuyitira ddala mu nnaku enkulu eza Easter.
Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima agambye nti newankubadde egwanga litebenkedde, wabula bali bulindaala kuba abamenyi bamateeka batera okukozesa ennaku zino okunyaga abantu.
Kati abaddumizi bazzi poliisi mu bitundu ebyanjawulo balagiddwa okukuuma obulungi ebiffo ebisanyukirwamu namasinzizo.
Bya Ritah Kemigisa
Police ye Katwe eriko omusajja gwegalidde ku byekuusa ku kuwamba nokutta omukazi e Massaja ku nkingizzi zekibuga ekikulu Kampala.
Charity Kyohirwe owemyaka 33 omulambo gwe gwazuliddwa e Nalukolongo ku Lwomukaaga, oluvanyuma lwokuwambibwa abatamanya ngamba ku Lwokuna lwa wiiki ewedde.
Bwabadde ayogera ne banamwulire ku CPS omwogezi wa police mu gwanga Emilian Kayima ategezeza nti omukwate…
Bya Ivan Ssenabulya
Emmotoka ya magye ebadde ewenyuka obuweewo eyigiridde poliisi ye Mbalala kulwe Jinja e Mukono nga esigadde ku ttaka ekiwadde nabasibe omwaganya okutoloka.
Mmotoka namba H4DF1285 ebbade eva Kampala okudda e Jinja eremeredde omugoba waayo, netomera poliisi eno ngetukidde ku kasenge mwebasibira abasibe.
Kigambibwa nti mu kaddulu ka poliisi mubaddemu abasibe 5 ng’omu alumiziddwa, wabula abasigadde…
Bya Ndaye Moses.
Abazanyi ba katemba, ko n'abayimbi basabiddwa okwekwata ekitore okusobola, okulwanirira ekisaawe kyabwe ekigambibwa okuba nga kisebengerera.
bino bigidde mukadde nga uganda yetegeka okwegata kunsi yonna okukuza olunaku lw’ebifo omuzanyirwa emizanyo biyite Theatre, nga lino lwelwa World theater day.
Twogedeko n'ayogerera Uganda National Cultural center, Robert Musitwa n'agamba nti ekisaawe ky'ebyakatemba tekigenda kukulakulana okujjako nga abakikolamu…
By Abubaker Kirunda.
E Buyende waliwo omusajja wa myaka 32 akwatiddwa lwakuda kunte ezirima n'azikozesa ekiyitiridde nezikoowa nezituuka n'okusowoka olulimi.
Akwatiddwa ategerekese nga Diwume Wabalezi omutuuze ku kyalo Kagulu , nga ono kigambibwa nti abadde amala olunaku lulumba nga alimisa ente zino, kyoka nga kimenya mateeka
Ono okukwatibwa kyadiridde akola ku byebisolo Simon peter Ochoka okumusanga nga alimisa…
Bya Steven Ariong.
E Karamoja tutegezedwa nga abalunzi abasoba mu 8,000 abaava mu Kenya okujja mu uganda bwebasengusse nebadda kubutaka, nga kino kidiridde enkuba okutandika okutonya.
Bano beebamu kwabo abasoba mu 70,000 abajja mu uganda nga balina ente 127,000 era nga bamaze wano omwaka mulamba.
Twogedeko ne Peter Logiro nga ono ye mubaka wa president e Kaabong n'agamba…
Bya Samel Ssebuliba.
Katikiro wa Buganda Charlse peter mayega asabye government okwanguwa okuwa police ebikozesebwa esobole okukola emirimo gyayo.
Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda wano , Katikiro agambye nti e kitta abantu kikyagenda mu maaso, kale nga police egwana okufibwako efune obukugu.
on ategeezeza nti police tegwana kukoma ku kyakufuuyira mukka gubalagala kyoka wabula etandike nokunonyereza ku…
