Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Basse Munaabwe lwampalana za mukazi

Bya Shamim Nateebwa Poliisi ye Kiira road nga ekulembedwamu ajitwala Peace Nansaba eri ku muyiigo gwa basajja 2 abagambubwa okutta munaabwe olwempalana zomukazi. Nansaba agamba agamba abanonyezebwa kuliko Waisike ne Sande  nga banonyezebwa olwokutta Swaibu Kaaya omutuuze we Kyebando Kisalosalo ngabadde mutunzi wa ddagala lya kinansi. Omulambo gwomugenzi gukyali mu gwanika lye dwaliro e Mulago nga, omusango baguddwako…

Read More

Ssabalabirizi Akungubaze

Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda Stanley Ntagali akungubagidde, ssbalabirizi eyawummula the Most Rev. Dr. Livingstone Mpalanyi-Nkoyoyo ngamwogeddeko, ngabadde omukulembeze owebirooto, nokulengerera ewala. Mu kiwandiiko ekifulumye olwaleero, oluvanyuma lwamwulire gokufa kwomugenzi, His Grace Ntagali agambye nti omugenzi yali musajja mukozi, era abadde tapondooka. Okusinziira ku kiwandiiko kino, Mpalanyi Nkoyoyo afudde pneumonia, ngafiridde mu ddwaliro lya Kampala Hospital, wano…

Read More

Eyasobya ku mwana akaligiddwa.

Bya Ruth Anderah. Omusajja  ow’emyaka 30 awereddwa ekibonerezo kyakwebaka  mu kkomera e Luzira okumala emyaka 7 lwakwegadanga na mwana  muto ng’akimanyi bulungi nti alina akawuka akaleeta mukenenya. Kakooza Bosco asimbiddwa mu kkooti enkulu mu maaso g’omulamuzi Kazibwe Moses amuwadde ekibonerezo oluvanyuma lwa ye kenyini okukiriza omusango. Kakooza ategezezza omulamuzi nti yakozesa omuwala ono ow’emyaka 15 gyoka kyoka mukiseera…

Read More

kenya erabudwa kyo kyokuwera emotoka ezitambula ekiro.

Bya samuel sebuliba. Abakugu mu by’entambula balabudde government ya Kenya obutapapa kugaana motoka kutambula mubudde bw’akiro, wabula bafube kusomesa abagoba b’amotoka kubutya bwebayinza okwewala obubenje. Kinajkirwa nti oluvanyuma lw’akabenje akaagwawo mu gwanga lino nekatta abantu 36, akakiiko akakola ku by’entambula aka National Transport and Safety Authority kaaweze emotoka zona nadala ezitambuza abasabaze okudamu okutambula ekiro. Twogedeko neyali akulira…

Read More

E Lira abatuuze basse abantu bana- babalanze bunyazi.

Bya Ritah Kemigisa. Mu district ye Lira Police etandiise okunonyereza ku ngeri abatuuze gyebaseemu abasajja bana ku kyalo Kichope  mu  divison ye Onjwina  nga bano babalanze kubeera banyazi. Twogedeko n’ayogerera police ya East Kyoga David Ongom, n’agamba nti bano battidwa mu kiro ekikeeseza olw’aleero. Eno  abatuuze babazinzeeko nga babalanga kumenya saloon nebabamu buli kibadde munda. Ono agamba nti kubano…

Read More

Banamateeka bebagoba mu musango gwa Sudir bajjulidde

Bya Ruth Anderah Kampuni zabanamateeka bbiri, MMAKS Advocates ne AFK Mpanga baddukidde mu kooti ejjulirwamu, okuwakanya kooti yebyobusubuzi eyabagoba mu musango gwa Banka ya Uganda enkulu ne nagagga Sudhir  Ruparelia. Nga 21st December womwaka oguwedde 2017 omulamuzi wa kooti yebyobusubuzi David Wangutsi yagoba banamteeka Timothy Masembe Kanyerezi ne David Mpanga obutaworereza Bank ya Uganda enkulu olwa kyekubiira…

Read More

Museveni ayise olukiiko nabe Ruhaama

Bya Damalie Mukhaye Ssentebbe wekibiina kya National Resistance Movement era omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni ayaise bukubirire abakulembeze bekibiina mu ssza lye Ruhaama mu maka ge e Rwakitura, mu district ye Kiruhura. Ensisinkano eno eyitiddwa, wakati mu kwetegekera okulonda okwokuddibwamu okujjuza ekiffo kyomubaka wekitundu okunabaawo nga 11th January wa 2018. Omwogezi wekibiina kya NRM, Rogers Mulindwa atutegezeza…

Read More

Abomu Kirangira e Mukono Bagaanye Okubasenda

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze bomu Kirangira mu ggombolola ye Nama e Mukono, batanudde okwegugunga nga bawakanya ekiragiro kya kooti okubagobaganya ku ttaka nemu mayumba gaabwe. Abatuuze  bazibye enguudo, nebazitekamu emisanvu okubadde nokuzikumamu omuliro, nga batangira ba wanyondo ba kooti abatumiddwa okubasindikiriza. Etaka lino liliko abantu 1000 nga liwerako yiika 365. Balumiriza nannyini ttaka Dick Banooba obutakwata ‘Busuulu’ nekigendererwa okubagoba. Kakati…

Read More

E Makerere abakulembeze b’abayizi bakubye ebituli mu Alipoota

Bya Damali Mukhaye. E  Makerere abakulembeze b’abayizi bawakanyizza eby’alabikidde mu alipoota y’akakiiko akaanonyereza ku mivuyo gye Makerere, nga eno yalagidde nti abayizi abatakola masomo ga sayansi batwalibwe mu matendekero amalala. Eno alipoota yalaze nti abaana abasoma amasomo nga ebyobusuzi batwalibwe  wano  ku MUBS  e Nakawa, abasoma obusomesa bagende e Kyambogo ate abalala batwalibwe e Nsamizi. Twogedeko ne Guild…

Read More

Pulezident atabukidde ekitongole ekiramuzi.

Bya Malik Fahad. Omukulembeze we gwanga atabukidde ekitongole ekiramuzi, nga agamba nti ky'ekiyimbula abazzi b'emisango, okukakana nga bazeemu okukola obulabe eri banna- uganda. Museveni okwogera bino abadde  ku kyalo Kisojjo mu gombolola ye  Kibinge  wano e Bukomansimbi nga eno abadde egenzeeyo kuwayaamu n'abantu abaagwiriddwa ekikangabwa abatamanya ngamba bwebasse abantu 5 e Lwengo ne Bukomansimbi. Ono yategeezeza abatuuze nti…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play