Bya ssebuliba samuel.
Police e kabale etandise okunonyereza ku kabenje akasse omusajja wa ow’emyaka 54 nga ono ekimotoka ekitambuza amafuta ky’ekimugwiridde.
Kano akabenje kabadde wali ku kyalo Nkumbura ku luguudo olugatta kabale ku Ntungamo ekimotoka ekibadde kiva mu Kenya nga kidda Rwanda bwekiwabye nekigwira omusajja abadde avuga akagaali.
Ayogerera police yeeno Elli matte agamba nti omugenzi ategerekese…
Bya Malik Fahad.
Ku kyalo Kyakuduse e Kyotera waliwo omusajja akedde okwetta bwakitegedeko nti akawuka ka mukenenya kaamukwatadda.
Joseph Kayiwa nga ono ye ssentebe w’ekyalo Kyakuduse agambye nti omusajja eyesse Godfrey Matovu era nga ono asangiddwa nga alengejera ku muti gw’omuyembe okumpi n’amakaage.
Kigambibwa nti ono egulo yagenze neyekebeza akawuka ka mukenenya, wabula bweyakizuude nti mukeenya amuluma naanyiga…
Bya Ruth Anderah.
Omulamuzi wa kooti ye Nakawa Noah Sajjabi akirizza abasajja musanvu okweyimirirwa -kwabo omwenda abaali basabye okweyimirirwa nga bano bebateberezebwa okwetaba mukutta eyali ayogerera police ya uganda AIGP Andrew Felix Kaweesi nebanne abalala babiri.
Bano omulamuzi abateeredde ku kakalu ka kooti ka bukadde 50 ezitabadde za buliwo, songa ababeyimiridde bawadeyo obukadde 500 ezitabadde za buliwo.
Bano…
Bya samuel ssebuliba.
Mu gwanga lya Zimbabwe president we gwanga lino Robert Mugabe akaaye n’agoba omumyukawe Emmerson Mnangagwa nga amulanga kumuyisaamu maaso.
Minista akola ku by’amawulire mu gavumenti ya Mugabe , nga ono ye Simon Khaya , agamba nti omukulu Mnangagwa aludde nga anyoomola mukulu munne kwekusalawo okumwejjako.
Kati okugobwa kw’omukulu ono kyongedde okukiraga lwatu nti omukyala Grace…
Ruth Anderah.
Omusajja eyasangiddwa ng’atembeeya ebintu by’amasimu awereddwa ekibonerezo kya kwebaka mu komera e Luzira okumala sabiiti bbiri.
Serengeti Denis avunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka Beatrice Kainza n’akiriza omusango.
Omusajja ono omusango yaguza nga October 19th 2017 ku mapeera house wano mu Kampala.
By aMoses Kyeyune
Akakiiko ka Parliament akakola ku by’amateeka lwekadamu okukola emirimo gyako , nga kano kekawulira ebirowoozo by’abantu ku bago ly’eteeka ely’okujja ekomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.
Akakiiko kano akakulirwa omubaka wa West Budama Jacob Oboth Oboth kasuubirwa leero okuwayaamu ne ssabaminister wa uganda Dr Ruhakana Rugunda, kko n’akulira oludda oluvuganya gavumenti mu parliament Winnie…
Bya Ritah Kemigisa
Police ye Jinja eriko abafumbio begalidde ku byekuusa ku butemu obwakolebwa ku mukazi 30 Agnes Nampijja, gyebuvuddeko.
Omugenzi yali akwata snsimbi mu baala emu mu Town Council ye Njeru, wabula yatemulwa omulambo nebagusuula mu kabira.
Omqwogezi wa poliisi mu gwanga Assan Kasingye ategezeza banamwulire nti Joseph Ntale nga yeyali nannyini baala eno akwatiddwa lwa kulaggajjalira…
Bya Ivan Ssenabulya
Abatuuze be Misindye mu divison ye Goma mu kibuga kye bavudde bakakanye ku muvubuka gwebasanze ngayigira dduka lya mutuuze munaabwe nebamukuba emiggo ejimuttiddewo.
Gerlad Kaganda nga mutuuze we Kalagi e Mukono asangiddwa mu dduka lya Sam Matega ng’ono bamusaze mu ssente nga yemakula.
Ssentebe we kyalo Samuel Katumba avumiridde ekikolwa
eky’okutwalira amateeka mu ngalo.
Akulira okunonyerezza ku buzzi…
Bya Ruth Anderah
Banamawulire 2 abavunibwa ogw’okulebula ssabapolice we gwanga bawereddwa okweyimieirwa, buli omu ku nsimbi emitwalo 70 ezibadde eza buliwo ate ababeyimiridde ku 4 ku kakadde kamu ezitabadde za buliwo.
Bano kuliko Stanley Ndaula ne Robert Ndaula kigambibwa nti basasanya amawulire agobulimba ku ssbalipoosi we gwanga Gen Kale Kaihura.
Omuwaabi wa gavumenti, Benon Emmanuel Ayebale tawakanyizza kusaba…
Bya Ruth Anderah
Omutapusi wensonga zebyobufuzi nedala eza wano na wali Frank Gashumba ne Muganda we Innocent Kasumba bavunaniddwa mu kooti ya Buganda Road emisango 7 okuli okwefuula kyebatali, obufere nokujingirira ebiwandiiko nemiralala egykuusa ku kusangibwa nebiragalalagala.
Gashumba ne Kasumba ne wofiisa mu byokutambula nokulambula okuva mu kampuni ya MJ Safaris company Ismail Kiyingi balabiseeko mu maaso…
