Bya Sam Ssebuliba
Waliwo alipoota efulumiziddwa abekitongole ekya UNICEF ekikola ku byabaana eraze nti wegunakonera omwaka 2030 ng'omuwendo gw’abaana abali wansi we myaka 18 gulinye okutuuka ku bu bukadde 170 , olwo bawere obukadde 750 .
Alipoota eno araga nti Africa yetaaga okuteeka ensimbi nyingi mu byobulamu, ebyenjigiriza, kko nokutatira edembe ly’abakyala.
Leila Pakkala, nga y’emukwanaganya wa UNICEF…
Bya samuel ssebuliba.
Mu gwanga lya Kenya okulonda kwatandise ku saawa 12 ez’okumanyaka , wabula nga nakaano abalonzi bakyaganye okuwera mu bifo ebimu.
Kinajukirwa nti kuno kulonda kwa mulundi gwakubiri, oluvanyuma lwa kooti okusazaamu okwaliwo nga 8th august.
Kati Muntu waffe Herbert Ziwa aliyo atubuulide nti mubifo nga Gatundu President Uhuru Kenyatta gyalondera yo enyiriri mpavu ebitagambika, songa…
Bya samuel ssebuliba.
E Rukungiri gavaayo galaga nga munna FDC Dr Kiiza Besigye, Patrick Amuriat, Ingird Tulinawe kansala we Rukungiri Innocent Tashobya kko n’abalala basatu bwebayimbuddwa
Bano leero bakedde kulabikako mu maaso g’omulamuzi wedaala erisooka Julius Borore n’abasomedde emisanyo esatu okubade okukuma omuliro mu bantu, okwonona emotoka ya police, kko n’okujemera ebiragiro bya Police.
Kinajukirwa nti bano akawungezi…
Bya samuel Ssebuliba.
E Kenya embeera eyongedde okwononeka , nga kino kidiriidde kooti ensukulumu leero okulemwa okusalawo oba okulonda kwenkya kunabaayo oba nedda.
Amakya ga leero ssabalamuzi we gwanga lino David Maraga ategeezeza banna-kenya nti omusango guno tayinza kugutyemula, kubangga abalamuzi omusanvu abatuula ku kooti eno babade tebawera, ababiri tebalabiseko.
Kati ono abagembye nti waakulonda olunaku olulala kwabanaawera…
Bya Kyeyune Moses .
Abamu ku babaka abavuganya gavumenti mu palamenti basazeewo okuzaayo ensimbi obukadde 29 ezibadde zibaweredwa okugenda beebuze ku balonzi ku nsonga y’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga.
Bano nga bakulembedwamu Nampala w’oludda oluvuganya gavumenti Ibrahim Semujju Nganda bagambye nti eno nguzi ewedde emirimo gy’ebatayinza kukiriza.
Abamu kubabaka abalabidwako nga bakomyawo ansimbi zino kuliko owe…
Bya Christopher Kisekka
Abakulembeze mu distrct ye Kiboga basabye nampala wa gavumenti Ruth Nankabirwa, okukola okwebuuza okwawamu ku nnongosereza mu ssemateeka.
Abakulembeze naddala abekibiina kya NRM bagmba nti okwebuuza okwomunda, tekujja kukola balina okudda wansi mu bantu babulijjo okubabuliira ensonga.
Nakabirwa, nga ye mubaka omukyala owa district ye Kiboga kitegezeddwa nti akola butaweera okutuuza enkiiko e Kiboga nemu…
Bya Shamim Nateebwa
Bazadde b’omuyizi Muzafaru Kamakya owemyaka 16, eyatemeddwako omukono oluvannyuma lw’okukubwa akakebe ka ttiyaggaasi e Makindye balumirizza poliisi ne gavumenti nti bebavunanyizibwa era balina okumujanjaba.
Kitaawe, Mohammed Mbuga asangiddwa mu ddwaaliro e Mulago ategeezezza nti mutabani we teyali mu kwekalakaasa.
Ono agamba nti olukungaana olwaali ku Kuleekaana ng’okutuuka omwana we gyeyali mu Zooni ya…
Bya Ruth Anderah
Omulamuzi wa kooti ento e Nakifuma mu district ye Mukono, olunnaku olwenkya ngennaku zomwezi 25th yakulamula ku kusaba okwatwalibwayo Dr. Kiiza Besigye ne banne abalala babiri, nga bagala okubayimbula awatali akubye ku Mukono.
omulamuzi Sylvia Nvanungi asubirw aku ssaawa 3 ezokumakya okulamula.
Besigye, omukunzi wekibiina Ingrid Turinawe, navuganya kubwa presidenti bwekibiina Patrick Amuriat ne kansala…
Bya Abubaker Kirunda
Police e Kamuli eriko omukazi owemyaka 39 gwegalidde oluvanyuma lwakutemako bbaawe omukono ogwa ddyo, bweyaganye okumuwaako ku ccapati.
Omukwate ye Justine Kulabako nga mutuuze we Nayiira mu ggombolola ye Kitayunjwa mu district ye Kamuli.
Omowgezi wa poliisi mu Busoga North, Michael Kasadha ategezeza nti omwami Christopher Kaleebi ali mu ddwaliro lya Kamuli Mulago hospital.
Kasadha akakasizz…
Bya Ruth Anderah
Kooti e Nakawa eriko abantu 8 kwabo 22 abateberezebwa okutta eyali omwogezi wa poliisi, omugenzi Andrew Felix besindise mu kooti ewozesa emisango egya naggomola n’egisuka ensalo bongere okubitebya.
Bano olwaleero balabiseeko mu maaso g’omulamuzi Noah Sajjabi n’abasomera ekiwandiiko kya miko 8 kwasinzidde okusalawo bwati.
Omulamuzi agambye nti newankubadde banamateeka bali mu kwekalakaasa, omuwabi wa government…
