Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Ebibiina byonakyewa bitaddewonobukwakulizo eri poliisi kubya Boda Boda 2010

Bya Ivan Ssenabulya Ebibiina byobwanyewa 9 ebivumiridde ekikolwa kyaba Boda Boda 2010 abagambibwa okukluba abaana be ssomero e Nateete. Bino byabaddewo nga 3rd ku ntamdikwa yomwezi guno abayizi ba Winterland Primary School, abasomesa baabwe nomusirikale wa poliisi eyabadde abakuuma, bwebalumbiddwa nebabakuba olwokwambala obuwero obumyufu. Kati ebibiina byonwakywa bifulumizddwa ekiwandiiko ekya wamu nga, bagala poliisi enonyererze ababadde emabega webikolwa…

Read More

Eyabba omukazi namusobyako nga yaaya wawaka alaba bamuvunanye

Bya Ruth Anderah Omuvubuka owemyaka 23 avunaniddwa oluvanyuma nasindikibwa ku alimanda e Luzira nga kigambibwa nti yasobya ku mukazi nga yaaya alaba. Mahad Sekadde omusiisi wa capati mu Kampala alabiseeko mu maaso gomulamuzi Moses Nabende, nga tamuganyizza kwewozaako namusindika mu kooti enkulu. Avunaniddwa emisango ebiri obwa kkondo nokusobya ku mukazi. Oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Jackie Kyasiimire lugezezza nti Sekadde…

Read More

Taata asse omwana we lwakulya micungwa

Poliisi mu distrct ye Pallisa eriko taata gwegalidde nga kigambibwa yatulugunyizza mutabani we, okutuuka okumutta oluvanyuma lwokulya emicungwa. Ono poliisi emumenye nga James Opio, omutuuze we Kachinga Orwaka mu ggombolola ye Agule. Okusinziira ku batuuze bano bafunye obutakanya ekyavuddeko olutalo, taata nakuba omwana ekiti ku mutwe. omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Bukedi, Sowali Kamulya akaksizza okukwatibwa kwa…

Read More

Poliisi etandise okunonyereza kuba Boda Boda 2010 abakubye abayizi

bya Ritah Kemigisa Poliisi etegezeza nti eguddewo okunonyereza ku byabadde e Nateete nga kigambibwa waliwo ekibinja kyaba boda boda 2010, abalumbye abayizi nabasomesa baabwe nebatanul okubakuba, ababadde bamabadde obuwero obumyufu ku mitwe. Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Emilian Kayima ategezeza bananamwulire nti wabula tewali muntu yenna yalumiziddwa mu kanyolagano akabaddewo, okujjako Jamiru Kiranga ngono crime preventer. Kayima…

Read More

Bus ekutte Omuliro

Bya Magembe Sabiiti Abantu abasoba mu 50 basimatuse okufira mu kabenje ka motoka oluvanyuma lwa Bus ya kampuni ya LINK mwebabadde batambulira okwabika omupiira oluvanyuma nekwata omuliro nesanawo. Akabenje kano kagudde ku kyalo Luswa mu gombolola ye Myanzi e Mubende nga Bus eno ebadde eva Kampala okudda e Bwera. Addumira police mu bitundu bya Wamala, Chris Balugahare akakasizza…

Read More

Akakiiko ke’byempiliziganya kakanyizza nemikutu gyamawulire

Bya Damlie Mukhaye Akakiiko akebyempuliziganya kefukuludde, nekajawawo envumbo gyekaali kateeka ku Radio ne TV ezaali ziwereza buli kigenda mu maaso butereevu ku mpewo, mu ku nsonga zokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Kinajukirwa nti ku lunaku ababaka lwebalwanira mu parliament akakiiko kano kaayisa ekiwandiiko nga kirabula emikutu gyonna okutta ku bigere, kubanga ebinaavamu balabula nti byali…

Read More

Abasawo abali mu Kutendekebwa Bekalakaasa

Bya Shamim Nateebwa Abasawo abali mu kutendekebwa, batanudde okwekalakaasa emisana ga leero. Bano nga bakulembeddwamu akulira ekibiina ekitaba abasawo mu gwanga ekya Uganda medical association, Dr. Ekwar Obuku, bolekedde ku kitebbe kya ministry eyebyobulamu wakati mu bbugumu, okuyimba nolekanira waggulu ebyo byebabanja. Bano bawakanya ekya gavumenti obutasindika bamu ku banaabwe mu malwaliro songa bangi bawera 150. Bagala okubasomesa nokubalambika…

Read More

Eyatambulira mu mudo gwa KCCA yejeeredde.

Bya Ruth Anderah. Omusajja ow’emyaka 23 awonye  e kkomera oluvanyuma lw’okumwejereza omusango gw’okusangibwa ng’asalimbira mu muddo gwa KCCA Musika  Abdul  asomeddwa  omusango  guno mu kkooti ya City Hall  mu maaso g’omulamuzi we daala  erisooka Beatrice Kainza  nagukiriza. Musika  yetondedde  kkooti  era  n'asaba  omulamuzi  amusonyiwe. Guno omusango yaguza nga October 3rd 2017 ku  Kabakanjagala  wano e Mengo .

Read More

Omutembeyi wa Ssekokko atanziddwa emitwalo Kkumi.

Bya Ruth Anderah. Kooti ya city hall eriko omusajja gwewadde ekibonerezo  ky’akusasula  ngasi ya kkooti ya mitwalo 10 oba okumala ennaku 15 mu kkomera e Luzira lw’akusangibwa ne Ssekoko bbiri . Obbo Lawrence yaasomeddwa  omusango  gw’okutunda sekoko  nga  tasose kufuna lukusa okuva  mu  kitongole kya KCCA  nagukiriza Wano omulamuzi  amuweredde  ekibonerezo  kyakusasula engasi ya kkooti ya mitwalo 10…

Read More

Amyuka Ssentebe w’ekibitongole ekitekatekera egwanga afudde.

Bya Ben Jumbe. Olwaleero egwanga likeeredde kumawulire gakufa kwa Dr Abel Rwendeire nga ono yabadde amyuka akulira ekitongole ekikola ogwokutekatekera egwanga ekya National planning authority. Ono era yeyakuliramu akakiiko akaatekebwawo President okunonyereza ku nsonga ze Makerere, wabula nga waafiridde nga alipoota eno tenatuuka mu maaso ga president eyabatuma. Ono ajukirwa nyo nga eyaliko omubaka we Rubanda East constituency…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play