Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Kattikiro asisinkenye Aboogezi boku mikolo

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda, Owek. Charles Peter Mayiga asisinkanye aboogezi Bo’kumikolo n'abasibirira entanda omuli, okulungamya abakko kungeri gyebalina okweyisaamu ku buko, abakko obutaddamu kuzina mazina nga bali ku buko, Abako obutaweebwa mukisa kwogerera ku buko, omuko okusooka okusimba omuti nga tannava ku buko, okwambala ekkanzu enganda era eweesa ekitiibwa, abawala abawerekera omugole nabo obutaddamu…

Read More

Betty Kamya yegaanye okufulumya emmundu ya Kibuule

Bya Moses Kyeyune Minister wa Kampala, Beti Kamya yegaanye okufulumya emmundu eyali eyingiziddwa munda mu palamenti omutesezebwa. Betty Kamya agambye nti erinnya lye aliwuliddeko nga lyogerwako neriwandikibwa nemu mpapula zamawulire nga bweyakukusa emmundu ya Minister omubeezi owobutonde namazzi Ronald Kibuule, okujifulumya palamenti. Kamya agambye nti ayagala palament ekakake oluppula lwamwulire olwandiika bino, lwetonde kubanga lwwandiika kalebule. Kinajjukirwa wiiki ewedde,…

Read More

Kadaga agambye nti kikafuuwe tajja kwetonda

Bya Moses Kyeyune Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, Rebecca Kadaga alayidde obutetondera aboludda oluvuganya gavumenti, olwokubagoba mu palamenti. Bangi babadde bavumirira spiika, kungeri gyeyagobamu abavuganya gavumenti natuuka nokukiriza abagwira, okuyingira mu palamenti, abegye erikuuma omukulembeze we gwanga, bwebaali bakwakanya ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Kati Kadaga abadde mu palamenti emisana ga leero nagamba nti kikafuuwe okwetonda,…

Read More

Omusibe eyamize ssente ali bubi

Bya Julius Ocungi   Omusibe mu kkomera lya Lugore mu distrct ye Gulu addusiddwa mu ddwaliro oluvanyuma lwokumira akampapula ka ssente akemitwalo 5. Ono kigwambibwa yamize ssente zino ngagamba nti abasirikale babadde bagenda kumujjako ssente ze. Sengigwa Sendodie owemyaka 32 okusinziira ku Daily Monitor yasoose kuzisiba mu kaveera. Kati oluvanyuma ono olubuto lwamulumye kwekutegeeza ku basirikale bamakomera, abamudusizza mu ddwaliro. Oluvanyuma ajiddwa…

Read More

Mathiew Kanyamunyu ddaaki awereddwa okweyimirirwa

Bya Ruth Anderah Matthew Kanyamunyu, agambibwa okutemula omuntu wali e Lugogo ddaaki awereddwa okweyimirirwa mu kooti enkulu. Ono ayimbuddwa ku kakalu ka kooti ka bukadde 10 ezibadde ezobuliwo era nebamulagira okweyanjulanga mu kooti buli mwezi. Abantu 5 bebamweyimiridde okubadde ba kojja be, na bano basabiddwa obukadde 10 ezitali za mpeke. Kanyamunyu ajjiddwako passporta ye eranga ssi wakutambula. omulmuzi Wilson Kwesiga…

Read More

Amafuta ga uganda gakyali mu lusuubo.

Bya samuel ssebuliba. Akakiiko ka Palamenti akakola ku bugaga obw’ensibo kasazeewo okuyita abakwatibwako ku by’amafuta, bajje banyanyole oba kinasoboka okutuusa amafuta obutasuka 2020. Bano okutaama kidiridde okuwayaamu ne minister Peter Lokeris n’ebakizuula nga ebintu nga enguudo, kko n’ebirira ebigenda okuyamba mukusima amafuta tebinatuuka. Kati ssentebe w’akakiiko kano Alex Byarugaba ategeezeza nga bwebasazeewo okuyita ministry zonna ezikwatibwako, kko ne…

Read More

Ekisaakaate ky’abaami kigaddwaawo leero.

Bya shamim Nateebwa. Ssabawolereza w'obwakabaka, Owek.David Mpanga amakya ga leero aggaddewo omusomo gw'abasajja oguyitibwa ‘’ekiziri’’,ogubadde guyindira ku Bulange wano e mengo. Ono yoomu ku kaweefube w'okuzza obumu mu maka wamu n'okumalawo obutabanguko obususse . Mukwogera Owek. Mpanga asabye abaami okubeera abakakamu eri  bakyala baabwe,kko n’okutuukiriza obuvunayizibwa bwabwe.

Read More

E kasese Kkolera yakakwata abantu 100.

E  kasese mu kitundu kye Bwera ewalumbibwa ekirwadde kya kolera agavaayo galaga nga abantu abakakwakwatibwa ekirwade kino bwebaweze 100 okuva ku 70 sabiiti eno weyatandikira. Twogedeko ne Pedson Buthala akulira edwaliro lye Bwera n’agamba nti omuwendo gw’abalwadde buli kadde gulinya. Buthala agamba nti obukwadde buno busasanidde ebitundu ebirara nga Rusese ,Mpondwe-Lubiriha , kko negombolola ye Nyakiyumbu.

Read More

Banamateeka balumbye sipiika Kadaaga ku by’okugoba ababaka.

Bya Ritah Kemigisa. Waliwo abasomesa b’amateeka e makerere 22 abaavudeyo okunenya parliament olw’okwesiba ku ky’okukyusa akawaayiro number 102 b. Bano nga bakulembedwamu Professor Christopher Mbaziira  bagamba nti speaker yakola kikyamu okulya ebigambobye n’akiriza omubaka we Igara  West MP Raphael Magyezi okuleeta ekiteeso kino, songa olw’asooka yagoba ekirowoozo ky’omubaka we Nakifuma MP Robert Kafeero Sekitoleko , nga agamba…

Read More

Palamenti egaanidwa okukwata ku nyingo ya 102 b.

Bya Ruth Anderah.     Waliwo banamateeka aba Muwema and company advocates kko ne  Akampurira and partners  abagenze ewa speaker Rebecca Kadaga nga bamusaba ayimirize okukubanya ebirowoozo ku bago lyeteeka erigenderedwamu okujja ekomo ku myaka gyomukulemebeze we gwanga okutuusa nga kooti ya ssemateeka ekoze ku musango ogw’atwalibwayo mu 2014. Bano bagamba nti kugenda kuba kuvola ssemateeka singa bano bagenda…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play