Bya Damalie Mukhaye.
Olwaleero amyuka ssenkulu wa Makerere university omugya Prof Barnabus Nawangwe lwagenda okutuuzibwa mubutongole nga ono yazze mubigere bya Prof John Dumba Ssentamu.
Ssentebe w’akakiiko akatwala etendekero lino Eng Charles Wana-etyem atubuulidde nti omukolo guno gwa saawa munaana , era nga wano Nawangwe waagenda okwasibwa ebimufuula amyuka ssenkulu mujuvu.
Kinajukirwa nti ono okw’esukizza kukifo kino yamala…
Bya Ben Jumbe.
Wetwegerera nga abalonzi be Iganga baatandise okukuba akalulu , mukaweefube w’okujuza ekifo ky’omubaka omukyala owa district eno.
Kinajukirwa nti ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lw’okufa kwa Hailat Khauda eyali omubaka waabwe, nga ono yafa mu mwezi gw’akutaano.
Twogedeeko n’ayogerera akakiiko k’ebyokulonda Jotham Taremwa amakya ga leero n’agamba nti bbo nga akakiiko baakoze ogwabwe,…
KASUBI
Bya Shamim Nateebwa
Enkuminenkumi zabebitiibwa nga bakulembedwamu Katikkiro wa Buganda Owek. Charles Peter Mayiga beyiye e Kasubi nabulagala mu kutereka Ssenga wa Ssaabasajja Kabaka, Omumbejja Beatrice Julian Muggale aterekeddwa mu Masiro ga ba Ssekabaka e Kasubi Nabulagala.
Mu Kusooka wabaddewo okusabira Ssenga wa Ssaabasajja, ono ku lutikko e Namirembe.
Nnaalinnya Dinah Kigga yatuusizza obubaka bwa Beene.
Ssaabasajja asiimye emirimu…
Bya Sam Ssebuliba
Omumyuka womukubiriza wolukiiko lwe gwanga Jacob Oulanyah alabudde ababaka ba NRM abaseesa mu kyokujja ekkomo ku myaka egyomukulembeze we gwanga, ngagambye nti bwebinabakyukira nga bino byebabunya ngekiri bifunye okuwakanyizibwa okuva mu bantu, palamenti ssi yanavunanyizibwa.
Oulanyah okukola okulabula kuno, kidiridde omubaka wa munispaali eye Mukono Betty Nambooze, okuvaayo nabuuza obanga ddala ennongosererza mu ssemateeka…
Bya Shamim Nateebwa
Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda 11 akungubagidde Omubejja Juliana Beatrice Muggale eyaserera ku lunaku olwo’kutaano.
Mu bubaka obusomedwa Nalinya, Dina Kigga ategezezza ngono bwabadde ekyokulabirako eri olulyo olulangiira nobwakabaka bwa Buganda ngabadde mukakamu era muzza nganda eri abantu ngabadde muwabuzi we.
Omugenzi agenda kuterekebwa mu masiro ge Kasubi ku saawa 10 olwe ggulo lwa…
Bya ivan ssenabulya.
Waliwo ababaka ba parliament abakaladde nebategeeza nga bwebagenda okulwanysa banaabwe 145 ekkiteeso ky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga.
Bano okuli Theodore Ssekikubo, Muhammed Nsereko, Banabas Tinkasimire, Okoto Ogong, Wilfred Niwagaba ne John Baptist Nambashe batuuziza banamawulire nebategeeza nga bwebatagenda kwetulako nga ensnga eno ekula.
Omubaka Nambeshe asabye omukulembeze we gwanga yeegombe kubanne abaamusoka nga…
Bya Ivan ssenabulya .
E Mukono ku kyalo Kiyoola mu gombolola ye Nakisunga abatuuze bawuniikiridde ssezaala bwalumbye enyumba ya mukodomi we n’agikoona koona najireka ku ttaka.
Ronald Kawere ow’emyaka 47 kigambibwa nti yaafunye obutakannya n’emukodomi we Tonny Kasujja gw’alumiriiza okumujooga n’amwogerako eby’ensimattu.
Kigambibwa bano babaddenga bagugulana ng’omuko ayogera ku taata nga bw’amumazeeko emirembe kko n’okumusaba nga ensimbi
Wetwogerera nga…
Bya Samuel ssebuliba.
Olunaku olwaleero omukulembeze we gwanga Yoweri kaguta Museveni lwaagenda okuwumbawumba ekiwendo ekisooka eky’okusomesa abantu ku bw’etavu bw’okukyusa mu teeka lyetaka.
Ono leero agenda kuwayaamu nebanamawulire bonna okuva mu Kampala ne wakiso munsisinkano egenda okubeera wali mu maka gobwa pulezident e entebe akawungezi ka leero.
Munamawulire wa Pulezident Don Wanyama yatutegeeza nti eno ensisikano yakugata banamawulire…
File Photo: Ekizimbe kye tendekeero lya Makerere
Bya Damalie Mukhaye :E Makerere abasomesa kko n’abayizi abasoba mu 90 boolekedde okukwatibwa nga ensonga yakwenyigira mukujingirira bubonero bw’abayizi.
Kino kidiridde akola ku by’ensoma Alfred Namoah Masikye okuwandiika ebaluwa nga 7th September nga alagira akulira eby’okwerinda e Makerere Jackson Muchuguzi okukwata bano bonna.
Abagenda okukwatibwa kuliko abasomesa 44 . kko n’abayizi…
Bya Damalie Mukhaye
Munna FDC Dr Kizza Besigye asaby ebalonzi be Iganga okulonda kulwe nkyukyuka.
Besigye nbakulu abalala mu kibiina olwaleero babitaddemu engatto nebolekera e Iganga okunonyeza omuntu waabwe akalulu akokujjuuza ekiffo kyomubaka omukyala owa District, ekikalu.
Besigye awerekeddwamu Patrick Amuriat Oboi, omubaka we Buhweju Francis Mwijukye nomukunzi wabawagizi mu kibiina Ingrid Turinawe ssako Lord mayor wa Kampala Erias…
