Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Entekateeka zokuziika zifulumye.

  Bya Shamim Nateebwa Kyadaaki entekateeka z’okutereka enjole y’omumbejja Beatrice Juliana Muggale abade Senga wa Kabaka zifulumiziddwa. Okusinzira kuntekateeka ,leero omubiri gw’omugenzi gwakugibwa mu gwanika ate ku ssaawa mwenda okusaba kutegekebwe mu Full gospel church Makerere. Ku lw’okubiri  ku ssaawa nnya okusaba kwakutegekebwa mu lutikko Namitembe ate ku ssaawa kkumi  enjole eterekebwe mumasiro e Kasubi. Omumbejja Mugale yaserera ku myaka…

Read More

Taata asobeza ku muwalawe.

Bya PATRICK EBONG. Mu district ye Otuke police etandise nate okuyigga omusomesa owa pulayimale agambibwa  okusobya kumuwalawe omujja n’anyina ,teyakoma okwo n’amusiiga ne mukenenya. Kaggwa ensonyi ono ye Richard Odoch owe myaka  46 nga omutuuze mu gombolola ye Ogor. Ono yakwatibwa ku lunaku lw’akutaano,  kyoka yasala ag’enkolwa naduka mukaduukulu nakati police emuyigga. Twogedeko n’aduumira police ye Otuke Robert Kuzaara…

Read More

Pulezident agenze Iganga.

By samule ssebuliba: Omukulembeze we gwanga  era ssentebe wa NRM Yoweri Kaguta Museveni  olunaku olwaleero asuubirwa okugendako mu district ye Iganda nga eno agendayo kukuyegera munna NRM Brenda Asinde akutte bendera y’ekibiina mu kulonda kw’omubaaka omukyaala owa district eno okugenda okudiwamu ku lwokuna luno. Kinajukirwa nti ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lw’okufa kw’omukyala Hailat Kaudha eyali…

Read More

Omuwalimu Akwatiddwa Lwa’kusobya ku Baana be Babiri

Mubende Bya Magembe Ssabiiti Police mu gombolola ye Nabingoola e Mubende ekute Lugemwa Jowalu owemyaka 45 ngono muwalimu muzikiti gwe Kiyita e Nabingoola lwakukakana ku baana be 2 okuli owemyaka 7 ne 13 nabakaka akaboozi akekikulu. Ssentebe w’omuluka gwe Kiyita, Peter Nzikire ategezeezza nga muwalimu Lugemwa Jowalu bwaludde ngakozesa abaana bano babadde abeera nabo. Akulira okunonyereza ku buzzi bwemisango e…

Read More

Abe Mukono Tebalina nsimbi Okutuuza Olukiiko

MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Olukiiko lwa district ye Mukono lulemererddwa okutuuza olukiiko, olwe bbula lyensimbi. Olukiiko lwabadde lusubirwa okutuula  wakati wanga August 24th and 30th  omwezi oguwedde ogwo'munaana kyoka  ensimbi ne'zigaana Omukubiriza wolukiiko lwa district Emmanuel Mbonnye kino akitadde ku gavumenti  nti yalwawo okubawereza ensimbi ezokuduanya emirimo gyabwe, atenga yetekeddwa.

Read More

Ssenga wa Kabaka Omumbejja Beatrice Juliana Muggale Aseredde

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiiga abikidde obuganda okuseerera kwa Ssenga wa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11, Omumbejja Beatrice Juliana Muggale. Osererdde ku myaka 90, ng’abadde abeera e Mengo ku Nfudu, ngaseredde amakya ga leero. Kamalabyona wa Buganda, ategezezza nga bwebamazze okuteekawo akakiiko okutekateeka nokuterekka enjole yo’mumbejja. Akakiiko kano kakulembedwamu owekitiibwa Dan Walusimbi nga kitegezeddwa…

Read More

Omulamuzi Alphonse Owiny-Dollo Akakasiddwa nga Ssabalamuzi we gwanga

Bya Moses Kyeyune Akakiiko ka palamenti akakakasa abo omukulembeze we gwanga bawadde ebifo, kasunsudde omulamuzi Alphonse Owiny-Dollo ngomumyuka wa Ssabalamuzi we gwanga. Akakiiko akabadde kakubirizibwa omumyuka womukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, era nga yamyuka ssentebeb waako Jacob Oulanyah, okusinziira ku mawulire getufunye okuva mu kafubo akabadde akomunda, Dollo akakasizza akakiiko nti ddala alina obusobozi okudda mu bigere…

Read More

Babiri Bakayanira Bwa Ssentebbe bwa Ggombolola

MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Fi le photo : Akabonero ka kooti Eyali ssentebbe we ggombolola ye Kyampisi mu district ye Mukono, Ibrahim Kabambwe alayiziddwa nate wakati mu kusika omugwa, oluvannyuma lwa kooti okusazaamu ssentebe abaddeko. Omulamuzi wa kooti ento e Mukono Mariam Ssemwanga yakulembedemu omukolo guno. Yiga Jamil abadde ssentebbe bamusuzizza ekifo kino, Kabambwe bweyaddukira mu kooti enkulu e Jjinja ngamba nti…

Read More

Omubbi W’ebisolo Alula

KALERWE Bya Shamim Nateebwa Omuvubuuka abadde agufudde omugano okubba ebisolo bya abatuuze Kalerwe nebitundu ebirilanyewo awonedde watono okugajambulwa abatuuze ku Kalerwe bwebamuguddeko lubono ngaliko embuzi yo’mutuzze gyabba. Benson Kabesigye owe myaka 26 yakwatidwa poliisi yo ku Kaleerwe ng’abatuuze bagamba nti era azze ayimbula ebisolo mu matumbi budde. Ku mulundi guno babadde bagala bamutte wabula newabaako atemezza ku poliisi emutasizza…

Read More

Abaatulugunya Omusibe Babakutte

Bya Ndaye Moses Abasirikale 4 ku poliisi eye Kilimanya e Zana mu distrct ye Wakiso bakwatiddwa ku bigambibwa okutulugunya omusibe. Vicent Ssekate akaksizza okukwatibw akwbasirikale nga bakwatiddwa ne Crime Preventer. Kati kigambibwa nti absirikale bano bakutte, Wilson Tibesigwa okuva mu ssamba lyebikajjo ku kyalo Naziba e Lubowa mu district ye Wakiso, wabula nebamutulugunya nebamutusaako nobuvune natanula okuvaamu omusaayi…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play