Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omuvubuka Yetuze Olwa’mabanja

MUBENDE Baya Magembe Ssabiiti Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Lwebyayi mu South-Division mu kibuga Mubende omuvubuka Kazibwe Ivan myaka 21 bweyetugidde mu nyumba ye mwabadde asula lwa mabanja. Police etuuse mu kifo kino era nga waliwo ebbaluwa esangidwawo omugenzi gyeyalesse awandiise mwategereza nga kitawe Ssenyonga Yosamu bwabadde tamwagala kwosa  ebanja elibadde limubanjibwa elye mitwalo 23  zabadde tayina kwekusalawo…

Read More

Nambooze Agamba Agenda mu Kampeyini za Odinga

MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Omubaka we Mukono Municipality Betty Nambooze asabye abavuganya government mu uganda okuwagira ennyo aba-NASA abakulemberwa Raila Odinga okwezza ekifo kyobukulembeze bwe gwanga. Nambooze agambe nti singa NASA ewanggula guno gugenda kuba mukisa munene ogwokununula uganda okuva mumikono gya NRM, kale nga kino bagwana okukitwala nga ekikulu. Nambooze  agamba nti akadde konna wakugenda mu Kenya ayambeko mukuyigira…

Read More

Kooti Ensukulumu mu Kenya Esazizaamu Okulondebwa kwa Uhuru Kinyata

KENYA Kooti ensukulumu mu gwanga lya Kenya, ekozze ekyafaayo mu nsi yonna, bwesazizaamu okulonda kw’obwa President okubadde kwakaggwa. Kinajukirwa nti mu kulonda kuno munna Jubilee Uhuru Kenyatta yamegga  Railla odinga owa Nasa, okukakana nga adukidde mu kooti okuwakanya ebyava mu kulonnda. Omusango guno gubadde mu maaso g’abalamuzi 7 okuli. 1-Ssabalamuzi  David Maraga, 2- amyuka sabalamuzi  Philomena Mbete Mwilu 3- Hon Justice…

Read More

Ababaka Babamblidde kubye Ttaka

OBUBAKA BWA EID Abayisiraamu bonna mu gwanga basabidwa okwesambira dala ebikolwa ebyokuyiwa omusaayi, kko nokwenyigira mubumenyi bwamateeka Bwabadde akulembedemu okusaala e wali ku muzigiti  gwa old kampala,muft Sheik Shaban Ramadhan Mubajje agambye nti obuyisiramu diini yamirembe, kale nga okweta mubikolwa eby’ekko kikummya empeera. Ate e Kibuli okusaala kuwedde nga eno okusaala kukulemebedwamu Sheik Yusufu Mutimba. Ono mukwogera ayambilidde ababaka…

Read More

District Khadh we Mbarara Afiridde mu Kabenje

Emma Ssemambo Mu mawulire ag’enaku, district Khadi we Mbarara sheik Ahmed Kwikiriza afudde ngono afiiride mu kabenje amakya ga leero. Ono afiiridde wano e Nyamitanga bwabadde akedde okugenda okukulemberamu okusaala mu muzigiti omukulu ogwa district. Ono abadde yakatuuzibwa mu kifo kino omwaka oguwedde, ng'abadde  tanabugumya na mboode. Aduumira police ye Mbarara Jaffar Magyezi  aggambye nti omulambo gwomugenzi gutwaliddwa mu…

Read More

Eyali Omujaasi Bamukutte

MUKONO Bya Damalie Mukhaye Police ye Mukono ekutte eyaliko omujaasi nga kigambibwa yandiba ngabadde yenyigira mu kubba emmotoka. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi Kampala nemiriraano, Emillian Kayima, Favid Mugabe bamukutte ne mmotoka enzibe eyabibwa okuva ku John Masaba ngera bamusanze nensimbi obukadde 7. Ono bamukutte, agezaako okutunda mmotoka eno ngekyusiddwa namba pulate. Kati poliisi egamba mu maka ge mwasangiddwamu ebyambalo…

Read More

Essomero Balitutte mu Mbuga Za’mateeka

Bya Ruth Anderah Omuzadde atutte essomero lya Red Rock Junior school okutuuka mu kooti enkulu, ngayagala kumuliyirira obukadde 100 zagamba nti zasasanyizza mu kujanjaba muwala we, omusomesa owemyaka 42 bweyasobya ku mwana we ono owemyaka 11 gyokka. Abbas Aligaweesa agamba muwala we, yasomera mu ssomero lino ekibiina  P.6, mu kisulo nga yabesiga nomwana we. Wabula agamba nti wakati…

Read More

Banna-Kampala Bagamba Amataala ga Musisi Tegaaka

Bya Damalie Mukhaye Akulira emirimu egyekikugu mu Kampala, asubiza okulabirira abaana abomusajja, omulema. Bwabadde atongoza ebitaala ebippya ebyamanyi genjuba, John Ochora, omutuuze mu migotteko gye Kamokya mu Kampala ategezezza Mukyala Musisis nti tasobola kusasaula bisale ebyabaana be 3 nokubatusiza ebyetaago kubanga mulema teyesobola, nga yetaaga obuyambi. Kati mukyala Musisi asubizza nti agenda kubaako engeri gyayamba omwami ono. Kati mungeri…

Read More

Abatamanya Ngamba Bayingiridde Amaka go’mubaka Nambooze

Bya Ivan Ssenabulya Abantu abatanaterekeka, bayingiridde ennyuma yomubaka wa owa munispaali eye Mukono esangibwa ku kyalo Kavule, mu ggombolola yamasekati gekibuga Mukono. Betty Nambooze says ategezezza nti yasobodde, okulaba abasajja babiri, ababdde bambadde bi kabuuti ngobulumbaganyi buno bwabaddewo mu kiro ku ssaawa nga mwenda ezekiro. Bano basoose kujjako masanyalaze, nga kigambibwa omukuumi wa waka bamukubye ne kalifoomu nazirika,…

Read More

Bazikudde Entaana Eye’myaka 6

Bya Sam Ssebuliba Mu ditrict ye Kanungu waliwo abatamanya ngamba abalumbaganye entaana yomugenzi eyazikibwa emyaka 6 emabega, nebagimenya  ssanduuko nebagireka ku ngulu. Bano efujjo balikoze ku malaalo go'mugenzi Stephen Mukombe, eyaziikibwa e Kameme mu muluka gwe  Kibimbiri mu district eye Kanungu. Ayogerera police mu bitundu bya Kigezi, Elli Matte  agambye nti omugenzi yatibwa butibwa mu mwaka gwa 2006 era…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play