Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Abantu 3 Bafiridde mu Kabenje

Bya Ivan Ssenabulya Waliwo akabenje akagudde e Namanve ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja, akatuze abantu 3 olwaleero. Motoka kika kya prado namba UAD 496/E ebadde eva e Kampala okudda e Mukono eyingiridde bodaboda namba UEF 914/W ebadde  ewese  omukazi owolubuto n’omwana ngabantu 3 bonna ababadde ku pikipiki tebalutonze. Akabenje kagudde kumpi ne kampuni ya coca…

Read More

Ssebagala Yegaanye Okutunda Akatale ke Natete

Bya Damalie Mukhaye Eyali mayor we Kampala Alhajih Nasser Ntege Ssebagala yegaanye okubeera nomukono mu kutunda akatale ke Nateete. Ono abadde awayaamu nakakiiko akatekebwawo okunonyereza ku mivuyo wa wegyava ku nsonga zakatale kano, akamusanze mu maka ge e Munyonyo. Ssebagala agambye nti kyandiba nga waliwo abajingirira omukono gwe okukyusa ebyapa byakatale kano. Wabula era agambye nti bino byaliwo nga…

Read More

Eyabbye TV Bamusibye Emyezi 3

Bya Ruth Anderah Agambibwa  okubba TV  mu  kifo  ekisanyukirwamu  ekya  Palm  Gardens  e Kikaaya  mu  Kampala  asibiddwa  emyezi 3. Nyombi Justus myaka 23 asibiddwa omulamuzi  we daala erisoka ku City Hall Beatrice Kainza oluvanyuma lwa ye kenyini okukiriza omusango gw’obubbi. Nyombi  oluvanyuma  lw’okukiriza omusango era nasaba kkooti emusonyiwe nalayira n’obutaddamu mize gya bubbi. Wabula omulamuzi talonzezzalozezza namulagira yebake mu…

Read More

Entiisa Omuyizi bwafiridde mu Kidiba nga’genze Okuwuga

Bya Magembe Ssabiiti Omuyizi ku somero lya Humura s.s.s mu distrct ye Kyegegwa Nuwagaba Geofrey abadde asoma S.4 agudde mu kidiba kya mazzi nafa. Ekidiba omuyizi ono mwafiridde  kibadde mu maka  gomubaka omukyala owe Kyegegwa mu palament Stella Kiiza ngokufa abadde agenze kuwuga kwekulemererwa nafirayo. Addumira police e Kyegegwa Benon Byamukama akakasizza okufa kw’omuyizi ono era police omulambo…

Read More

Aba NRM Bagenda kuleeta ebbago ku Kkomo ku Myaka

Bya Kyeyune Moses Kikaksiddwa nti, ababaka banna-NRM bagenda kwejamu omuntu aleete ebago ly’eteeka erigenda okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Bano okutuuka ku nzikiriziganya babade mu lutuula lw’akabondo kaabwe olubadde lukubirzibwa amyuka ssentebe wakabondo kano Solomon Silwany wano ku paraliament. Ekiteeso eky’okuleeta ebago lino kireteddwa omumyuka wa munamateeka wa government Adolf Mwesigye, ngensonga gyawa nti emyaka tekikyali…

Read More

Abatakisi baagala pulezidenti afuge okutuusa nga akooye.

        Bya Damalie Mukhaye Wano mu Kampala waliwo abagoba ba takisi eb’ekozeemu omulimo n’ebasalawo okukumba nga boolekera parliament nga ekibatuteyo kutegeeza bababa ba parliament nti tebakidamu okuwakanya omukulembeze we gwanga mu byayogera Bano okusinga baagala ababaka bawagiire ekyokujja ekomo ku myaka gyomuntu ayagala okufuga uganda, songa ababaka bawagire enkyokukyusa mu teeka lyetaka. Bano muntekateeka eno bakulembedwamu akulira ekibiina…

Read More

Tiimu ya vipers yakwambalagana ne bright stars leero.

  Bya Samuel Ssebuliba. Nga tiimu ya Vipers Sports Club  yeetegekera okwetaba mu mpaka za Azam Uganda Premier League leero, tutegeezedwa nga team bwefunyeemu edibu nga kino kidiridde okukimanyaako nti omu kubazanyi baayo. Moses Waiswa tagenda kubeera ku tiimu egenda okw’ebiriga ne Bright Stars mumupiira egugenda okubeera ku kisaawe e Mwererwe. Omutendesi wa team eno Jorge Miguel Da…

Read More

Steven kavuma agenze ku kooti nsukulumu.

  Bya Ivan Okuda. Oluvanyuma lwa Pulezidenti okulonda omumyuka wa ssabalamuzi omujja okudda mubigere bya Justice Steven Kavuma, nate tukitegedeko nti ye Kavuma alinye edaala nga kati yandifuuka omulamuzi ku kooti ensukulumu. Kinajukirwa nti Kavuma ono ekisanjakye ky’atuuka kunkomerero bweyaweza emyaka 70 eggy’esalira, kyoka amawulire getufunye galaga nga ono kati bwayinza okuweebwa contract asigale nga akyakola. Tutegeezedwa nti minister…

Read More

Kooti Egaanye Okuzukula Entaana yo’mugenzi Ivan Ssemwanga

Bya Ruth Anderah Kooti enkulu mu Kampala egaanye okuyisa ekiragiro, okukaka aba A-Plus Funeral Management Company okujjayo omulambo gwomugenzi Ivan Ssemwanga. Omutuuze Abey Mgugu, yali yadukira mu kooti ngayagala ekiragiro, entaana ezikulweyo okujjayo ensimbi zebamuziika nazo, era kirangirirwe nti kyali kimenya mateeka Bank ya Uganda enkulu okumala galeka ebikolwa ebyaliwo mu kuziika omugnezi Ssemwanga nebamusulayo ne ssente kubanga…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play