Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omubaka Nsereko Na’balala Bayitiddwa Okukola Sitetimenti

Bya Kyeyune Moses Police eyise omubaka wamasekati ga Kampala mu Parliament, Mohammad Nsereko ne banne abalala 3, bakole statement ku bigambibwa nti bakumye omuliro mu bantu. Mu bbaluwa eyawandikiddwa Odong Mark Paul nga 15th September 2017, kulwa atwala okunonyereza ku buzzi bwemisango, omubaka Nsereko, owe Kumi Monica Amoding nowe Rwemiyaga Theodre Sekikubo batekeddwa okulabikako okukola statemnt. Ebbaluwa eno…

Read More

Peter ssematimba ye mubaka wa Busiro south

Bya Ruth Anderah.   Kooti ejulirirwamu kyadaaki ekakasiza nga Pastor Peter ssematimba bwali omubaka omutuufu owa Busiro south nga ono aludde ebanga nga yeebiriga ne munna-DP Steven ssekigozi eyavuganya naye. Kinajukirwa nti Ssematimba ono yeyadukira mu kooti eno oluvanyuma lw’omulamuzi  Lydia Mugambe  okusazaamu okulondebwakwe bweyakikakasa nti ono talina buyigirizze. Kati omuwandiisi wa kooti Deo nzeyimana bwabadde asoma ensala y’abalamuzi…

Read More

Omusajja yetuze lwamukyala kunoba

Bya Kirunda abubaker. Mu disitulikiti ye Buikwe omusajja wa myaka 43 asazeewo okwetuga nga enonga ya mukyalawe kumulekawo. Emma Gumisiriza kaakano y’emugenzi , nga ono omulambogwe gusangidwa nga gulenjejera munjuuye gy’abade apangisa mu Kizungu zone mu munisipaali ye Njeru. Abatuuze bagamba nti omugenzi abadde aludde nga ayombagana ne mukyalawe, era nga bwabadde yetta aleseewo obubaka obusiibula mukyalawe, kko…

Read More

Obutuuze obw’emurundi ebbiri bwakutongozebwa.

Bya samuel ssebuliba.   Government etegeezeza nga bwegenda okutuukiriza enkola ey’okiriza banna-uganda okubeera n’obutuuze obw’emirundi 2 mu  April wa  2018. Bwabadde ayogerera mu tabamiruka w’abanna-uganda ababeera mu Bungereza, speaker wa parliament ya uganda Rebecca Kadaga agambye nti mukaseera kano mpaawo muziziko uganda gw’erina kubanga n’eteeka kubutuuze obw’emurundi 2 ly’ayisibwadda. Wabula ono agambye nti abali mu mawanga nga German balina…

Read More

Bannansi ba Tanzania 13 bafudde.

Bya samuel ssebuliba.   Polisi ekakasasiza nga abantu 13 bwebaafiridde mukabenje akaagudewo kuluduudo lwe Masaka mukiro ekikeeseza olw’aleero, songa munaana banyiga biwundu. Kano akabenje kagudde wano ku kyalo Lubanda  okumpi n’omugga Katonga mu district ye Mpigi. Charles Ssebambulidde nga ono yayogerera police ekola ku biduka agamba nti akabenje kano kaavude ku loole lukulana UAH 970P eyayabise omupiira okukakana…

Read More

Kooti Egobye Wakayima mu Palamaneti Nejjulizaawo Ekifo kye

Bya Ruth Anderah Kooti ensukulumu egobyeabade omubaka wa munisipaali eye Nansana munna DP Wakayima Musoke, ngomubaka wekitundu kino era ekifo kye kisiddwamu gweyavuganya naye Robert Ssebunya. Omusango guno guubadde mu maso  g’abalamuzi 3 okubadde amyuka ssabalamuzi Steven Kavuma, Cheborion Barishaki  ne  Hellen Obura  nga bano basazizaamu obuwanguzi bwa Musoke bwebakizudde nti amanya geyakozesa nga yewandiisa ddala kituufu…

Read More

Brenda Asinde yemubaka omukyala owe Iganga.

  E Iganga ewaabade okulonda kw’omubaka omukyala owa district agavayo galaga nga munna NRM Brenda Asinde Suubi  bweyawangudde  banne bonna. Omukyala ono Asinde  afunye obululu 43,197  , songa ye munne  Mariam Nantale owa FDC eyamubbe obubi afunye obululu  24,077 bwokka. Wabula newankubadde guli gutyo ye Nantale ebivude mukulonda byonna ebigaanye , nga agamba nti okulonda kwabademu okubba obululu…

Read More

Omutaka Wekika Kye’ngabi Bamuterese

Bya Shamim Nateebwa Omutaka w'Ekika ky'Engabi, Nsamba Joseph Kamoga Lubega Lukonge aterekeddwa mu kitiibwa ku ttaka ly'obutakabwe e Buwanda Mawokota. Ng'Obuwangwa bwebulungamya, asibiddwa mu migugu gy'Embugo kikumi (100). Mu bubaka bwa Ssaabasajja obusomeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, Beene yebazizza Omutaka olw'okukuuma obulungi eby'obugagga by'Ekika ky'Engabi. Katikkiro asinzidde wano nasaba abakwatibwako mu kika kino okuwandiisa eby'obugagga by'ekika mu bayima okusobola…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play