Bya samuel ssebuliba.
Kenya: Olwaleero kooti ensukulumu lwegenda okusoma ensala yayo mubujuvu kweyasinziira okusazaamu ebyava mukulonda okw’obwa president.
Kinajukirwa nti mumusango guno abalamuzi bana kwabo omusanvu abatuula ku kooti ensukulumu ,bakizuula nga okulonda kwalimu ebirumira.
Abakiriza okusazaamu okulonda kwaliko ssabalamuzi yenyinini Justice David Maraga, amumyuka Justice Philomena Mwilu, Justices Smokin Wanjala ne Isaac Lenaola , songa bbo ababiri…
Bya ssebuliba samuel.
Waliwo omukuumi ow’ekitongole ky’obwanakyeewa akakanye kumunne namukuba amasasi namutta.
Omusajja akoze kino ye Bosco Namikasa omukozi mukitongole ekya RANGER SECURITY COMPANY nga ono asse munne Jeremiah Byamukama.
Ayogerera police wano mu Kampala n’emiriraano Emilian Kayima agambye nti okunoonyereza kwebakoze okw’amangu kulaze nti Bosco abadde atamidde.
Bya Kyeyune Moses
Omubaka we ssaza lya Ayivu mu palamenti Bernard Atiku akawungeezi ka leero abulonze ne munne owa munispaali eye Arua Ibrahim Abiriga nga kanaluzaala kyekiteeso ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.
Bino bibadde ku kizimbe kya Palamenti mu Kampala akawungeezi ka leero.
Bino iga,bibwa bivudde ku Abiriga okulumiriza Atiku nga bweyagulika abababka mu Arua balyoke…
Bya samuel ssebuliba.
Kenya: Abawagaizi b’omukulembeze we gwanga lya Kenya, Uhuru Kinyata beyiye ku nguudo, nga wetwogerera bagumbye wabweru wa kooti ensukulumu mu kibuga ekikulu Nairobi.
Okusinziira ku Daily Nation, bano bawakanya ensala ya kooti ensukulu gy’ebagamba nti yabasuuza obuwanguzi bwabwe bweyasazaamu ebyava mukulonda.
Kati bano bagamba nti sibakukana okujako nga kooti ekyusizza mubyeyogera.
Bya Ruth Anderah.
Eyaliko Minisita omukwasisa w’empisa Miria Matembe awaabidde palamenti mu kooti ya ssemateeka, olwokujja ekkomo ku bisanja by’omukulembeze we gwanga.
Matembe n’abalwanirizi b'edembe ly’obuntu okuli aba Centre for Constitutional Governance ne Legal Brains Trust bagamba nti kyali kikyamu mu mwaka gwa 2005, parliament okukyusa mu ssemateeka
Bano empaaba yaabwe bagikwasizza omuwandiisi wa kooti eya ssemateeka olwaleero,…
Bya Samuel ssebuliba
Kyadaaki ababaka ba parliament abaakedde ku kitebe ky’abambega ba police wano e kibuli bayimbudwa ku kakalu ka police.
Kinajukirwa nti ababaka babiri okuli Muhammad Nsereko ne Allan Sewanyana basiibye ku police, nga benyonyolako kubigambibwa nti babade bakozesa ebigambo eby’obusagwa nga balwanyisa eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga.
Kati bano bano balagiddwa okudda ku Police…
Bya Edson Kinene-Rukungiri
Police ye Rukungiri eri ku muyiggo ku mukazi, eyakaidde abaana be abalongo nabatta.
Kigambibwa Nyangoma ne Nyakato babadde ba myezi 9.
Sarah Monday owemyaka 28 nga mutuuze we Kagarama mu ggombolola ye Buhunga atebererzebwa okutta abalongo be.
Okusinziira ku Kasoga Sylivia, omuisirikal atwala ensonga zamaka ku poliisi e Rukungiri ono yasse baana, oluvanyuma lwokubulwa ekyokubaliisa.
Kigambibwa nti…
Bya Ben Jumbe.
Agave e Ntebe galaga nga bwewaliwo omulambo gw’omukyala omulala oguzuulidwa , kati nga ono awezezza abakyaala 21 abakatibwa mubanga lya myezi 3 gyokka.
Omugenzi ategerekese nga Harriet Nantongo omuutuuze we Kabale 'A' , awo ekatabi ono abadde yabula okuviira dala ku lw’okusatu lwa sabiiti ewedde.
Kati ono omulambogwe gusangiddwa nga gusuuliddwa wano e Nkumba .
Police…
Bya samuel ssebuliba
Nakaakano ababaka ba parliament abaayitiddwa kukitebe kya police okw’enyonyolako bakyali kukitebe ky’abambega wano e kibuli.
Kinajukirwa nti egulo police yawandiise abaluwa enkambwe nga eyita ababaka okuli Muhamad Nsereko , Theodroo Ssekikubo, Allan Ssewanyana ,Barnabsa Tinkasimire ne Monica Amoding , nga bano kigambibwa nti ebigambo by’ebakozesa mu lutalo lwabwe bijudde obusaggwa.
Kati bano mukugenda bawerekedwako ababaka…
Bya Ndaye Moses
Banna-diini mu nga begattira mu kibiina The Inter-Religious Council of Uganda bakosaba wategekebwewo akalulu akekikungo, ku nomgoseerrza mu ssemateeka, okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga 75 gyalina okukomako okufuga.
Bano batuzizza olukungaana lwabanamawulire ku wofiisi zaabwe nebabaako byebasaba wakati mu bigambo ebiyitirivu ebyogerwa.
Bano okubadde Sheike Shaban Ramadhan Mubaje, president wekibiina kino, Ssabalabirizi we…
