Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abasoba mu 100 bakwatiddwa

Poliisi eriko abantu 198 bekyagalidde bano nga baabadde bagezaako okutabangula emirembe mu ntujjo ya KCCA eya Kampala city carnival eyabaddewo olunaku lw’eggulo . Bano kuliko abasazi b’ensawo,abanyakuzi b’obusimu ssako nebamuliisa maanyi. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategezezza nga abaserikale abasoba mu 1000 ku bbinu lino bwebayambye okukwata abamenyi b’amateeka bano. Agamba kati bakusunsula bonna bebakutte okugyamu…

Read More

Abayizi e Makerere beekalakaasa

File Photo: Abayizi be makerere nga bekalakasa Abakulira ettendekero ly’e Makerere n’abakulira abayizi ku ttendekero lino bevumbye akafubo oluvanyuma lw’abayizi okukeera okwekalakaasa. Bano bawakanya eky’okumalayo fiizi zonna mu ssabbiiti mukaaga ezisooka. Yo poliisi nga ekulembeddwamu agidumira mu kitundu kino Wesley Nganizi kati bagaddewo omulyango gw’ettendekero lino omutungole okwewala abayizi okufuluma okukola efujjo mu bitundu ebiritanyewo.

Read More

Yesaze lwa musajja

File Photo: Akambe nga kaliko omusaayi Omukyala yesazesaze oluvanyuma lw’okufuna obutakkanya ne muganzi we gw’alinamu abaana 3. Amina Nakiryowa owe Mutungo Biina yasazeewo okwesala omubiri gwonna nga mw’otwalidde emisuwa ekimuviriddeko okuvaamu omusaayi omungi. Nga twogerako n’ab’oluganda be abatagadde kwatuukirizibwa mannya bategezezza nga bano bwebafunye obutakkanya olunaku lwajjo ne mwami we omwami Solomon Kalema omutunzi w’ebyenyanja mu owino ‘nasibamu…

Read More

Abasoba mu 150 tebayingidde maggye

File Photo:Aba Updf nga babatendeeka Abantu abasoba mu 150 beebagaaniddwa okuyingira amaggye mu disitulikiti ye Masaka lwabutaba na mpapula z’abuyigirize zimala wamu n’okulemererwa okuyita ebigezo ebirala. Bano ababadde bagala kuyingira maggye ka UPDF ag’omu bbanga. Akulembeddemu okusunsula, mu kitundu ky’amasekati Col. Jeff Mukasa agambye nti banoonya abantu abalina obuyigirize obwa siniya 4, ate nga balamu bulungi nga basobola…

Read More

Owa Mbabazi akwatiddwa

File Photo Awagira Mbabazi nga akwatidwa Poliisi ekutte akulira abawagizi b’eyali ssabaminisita Amama Mbabazi mu disitulikiti ye Soroti lwakutuuza Lukiiko lumenya mateeka George Okoit ajjiddwa ku ka wooteeri akamanyiddwa nga Elysian Guest House abasirikale ababadde mu byambalo nga bakulembeddwamu atwala okunonyereza ku misango Charles Ndamanyire. Okoit asangiddwa ng’akubiriza olukiiko lw’okulonda abakulembeze okuva wansi nga bano beebabadde bagenda okulemberamu…

Read More

Okusaba kwakutaasa eggwanga- Museveni

File Photo: Museveni nga wubirako abantu Omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Kaguta Museveni agamba nti essaala ziggya kuyamba okutereeza eggwanga lyattu Uganda Ng’ayogerera mu kusaba okwategekeddwa bannadiini abasabidde emirembe mu kulonda okuggya, pulezidenti Museveni agambye nti omuntu asaba katonda amuwa era nga tewali kubuusabuusa , essala zino zakuvaamu ebibala Pulezidenti wabula agambye nti essaala zigattibweeko okubangula abantu ku kalungi akali…

Read More

Minisita Mutende afudde

File Photo:Minisita James Mutende ngali ko byawandiika Minister Omubeezi avunanyizibwa ku byobusuubuzi James Mutende afudde. Ono asangiddwa mu buliri bwe nga mufu ku makya ga leero  mu maka ge e Makindye. Omulambo gwe gutwaliddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago okwekebejjebwa okutegeera ekituufu ekimusse. Minisita Mutende yabadde bba w’omukungu wa Uganda mu maggye ga Amisom mu ggwanga lya Somalia Lydia…

Read More

Teri Kavuyo mu 2016- bannakyeewa bayomba

File Photo: Sam Rwakoojo ngali ne Kigundu Akakiiko k’ebyokulonda kaweze okuziyiza obubinja by’abakubi b’emiggo okwenyigira mu ntekateka z’okulonda. Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga  Eng Badru Kiggundu agambye nti bamazze dda okufuna amawulire agalaga nti waliwo abamu ku besimbyewo abatandise okutendeka obubinja obungenda okutabangula okulonda. Kiggundu agambye  poliisi yokka yegenda okukirizibwa okukuuma okulonda. Mungeri yemu Kigundu agambye nti ebibiina by’obufuzi…

Read More

Omwana yetuze

File Photo: Omwana nga yesibywmu Omuguwa Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyaalo Odwarat e Ngora, omwana w’ekibiina eky’okusatu bweyetuze. Omwana ono ow’emyaka 11 asangiddwa ng’alengejjera ku muti gw’omuyembe kyokka nga tekinnaba kutegerekeka lwaki yesse. Taata w’omugenzi Michael Lisa nga mugoba wa Bodaboda basoose kutebereza nti y’asse omwana we n’amuwanika ku muti oluvanyuma lw’okusuubiza okumukuba olw’okugaana okutwala ente ku ttale. Aduumira…

Read More