Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Uganda etegese olukungaana lw’abalimi b’omuceere

Ba minisita b’ebyobulimi okuva mu mawanga ga Africa agasoba mu 20 bakukunganira kuno okwetaba mu lukungaana lw’omuceere ogw’omulundi ogwa 30. Akulira ekitongole ky’omuceere mu Africa Dr Harold Roy Makauley agamba baagala Kuteesa ku ngeri gyebayinza okuyitimulamu okulima omuceere wamu n’okuteesa ku bizibu ebibilekedde. Akulira ekitongole kyakuno ekinonyereza ku by’obulimi ekya National Agriculture research Organisation Dr Ambrose Agona…

Read More

Engo elumbye ab’emasaka

Abatuuze ku kyalo Kilumba mu gombolola ye Katwe Butego mu disitulikiti ye masaka bali mu kutya oluvanyuma lw’okulumbibwa engo . Okusinziira ku batuuze engo eno ebamalidde ebisolo nga ambizzi, embuzi wamu n’enkoko nga era omu ku bakoseddwa Peter Ssembabtya agamba yakafiirwa embizzi 5 mu nnaku 2 eziyise. Agamba ennaku zino babadde basula bakuuma biyumba bya mbizzi zaabwe…

Read More

Cholera alumbye ababundabunda

Abanonyi b’obubudamu abenjawulo bakyagibwa mu nkambi z’ababaundabunda mu disitulikiti ye Adjumani okubatwala e Bidibidi oluvanyuma lw’ekirwadde kya Cholera okubalukawo. Omwogezi w’ekitongole ekiddukirize ekya Uganda Red Cross Society Irene Nakasiita agamba Cholera ono y’avudde ku bukyafu mu babundabunda bano nga era 19 bebaakakwatibwa ekirwadde kino. Kino wekijidde nga ababundabunda banji okuva mu ggwanga lya South Sudan bakyeyiwa mu…

Read More

Owabanalulungi ku rolex kwafiira

  Akulira okutegeka empaka Zobwanalulungi z’ebyobulambuzi Maria Mutaganba asabye abavubuka okuwagira enteekateeka y’omwoleso gwa Rolez wano mu kampala. Olunaku olweggulo minisita omubeezi ow’ebyobulambuzi Godfrey Kiwanda yatongozza entujjo y’okukuba rolez zino egenda okubeerawo nga 21 omwezi guno. Kati mukyala Maria Mutagamba nga era yaliko minisita w’ebyobulambuzi agamba rolex zino zijja kwongera okusikiriza abalambuzi wamu n’okuwa abavubuka emirimu. Mukyala Mutagamba era…

Read More

Uganda yeganye eby’abayeekera ba ADF

Uganda yewozezzzaako ku bulumbaganyi obwakoleddwa abayeekera ba ADF mu ggwanga lya Dr Congo n’etegeeza nti ssibebokunenyezebwa. Minisita omubeezi ow’ensonga z’ebweru w’eggwanga Henry Okello Oryem agamba abantu abakunikiriza eyo mu 40 bebatiddwa mu kitundu kye Beni wabula eno Uganda terinayo buyinza. Minisita Oryem agamba gavumenti ya Congo erina obuvunaanyiaibwa okukuuma abantu baayo wabula nga gavumenti zonna zisobola okugenda…

Read More

Ebya Baguma biibi

  Eby’eyali aduumira poliisi ya CPS Aaron Baguma byongedde okwononeka kkooti ya Buganda Road bweyisiza ekibaluwa ki bakuntumye akwatibwe lwakugaana kweyanjula mu kkooti ku misango gy’obutemu. Kino kiddiridde munnamateeka wa gavumenti Jonathan Muwaganya okutegeeza kkooti nga Bagumabwatanafuna kiwandiiko kyonna kimuyita mu kkooti nga n’ekifo ky’okuduumira poliisi ya CPS yakivaamu dda nga era tamanyiddwako kati mayitire. Muwaganya anyonyodde nti…

Read More

Abavubuka balabuddwa ku siriimu

Nga Uganda yegatta ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abavubuka olunaku lwenkya, abalwanirira eby’obulamu eby’omulembe mu ggwanga bawadde abavubuka amagezi okwewala ebikolwa ebiyinza okubasuula mu nvubo ya siriimu. Akulira emirimu ekirwanyisa siriimu mu bavubuka ekya Uganda Network of Young People Living with HIV/AIDs, Nicholas Niwagaba, abavubuka be nnaku zino tebefiirayo bamala gegalabanja olwo siriimu nabejirisizamu nga ekigotta…

Read More

Ababaka tebakkanyiza ku katale ka Usafi

Akakiiko ka palamenti akavunanyizibwa ku nsonga z’omukulembeze w’eggwanga kaabuse ebiteesebwako tebinaggwa oluvanyuma lw’ababaka obutakkanya ku nsonga z’akatale ka USAFI.   Ssentebe w’akakiiko kano  Col Fred Mwesige  tasobodde kukubiriza Kuteesa ku nsonga eno oluvanyuma lwa minisita wa Kampala  Beti Kamya okutegeeza nga ensonga zino bwezili mu kkooti kale nga okuziteesako kwakutataganya okunonyereza.   Ab’ekitongole kya KCCA baabadde bayitiddwa okwenyonyolako ku…

Read More

Bannamateeka batabuse ku bya Kayihura

Ekibiina ekigatta bannamateeka mu ggwanga ekya  Uganda Law Society kisabye gavumenti enonyereze ku ngeri abawagizi ba ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura gyebalumbyemu kkooti ye Makindye gyeyabadde alina  okweyanjula ku kisango gy’okutulugunya.   Akulira ekibiina kino  Frances Gimara avumiridde ekikolwa kino n’ategeeza nga gavumenti bwelina okubonereza bonna abaabadde emabega wakyo.   Agamba bakukola okunonyereza okwabwe baveeyo n’olukalala lwabo bonna abaamenye…

Read More

Mu Zambia bali mu kulonda

Okulonda omukulembeze w’eggwanga n’ababaka ba palamenti kukyagendera ddala mu maaso mu ggwanga lya Zambia Wabula abawagizi b’abesimbyewo poliisi ebataddeko eriiso ejjoji oluvanyuma lw’okulwanagana. Okuvuganya okwamanyi kuli wakati wa pulezidenti  Edgar Lungu ow’ekibiina kya  PF party n’amuvuganya Hakainde Hichilema.ow’ekibiina kya  UPND . Omulundi ogugenda okusookera ddala, omuwanguzi alina okufuna ebitundu 50% okwewala okulonda nvunula bibya. Okulonda okuwedde Lungu yawangula n’ebitundu…

Read More