Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ebikujjuko bya kampala,egaali yakutambuza abantu

Enguudo ezimu zakuggalwa olunaku lw’enkya. Kino kigenda kukolebwa nga bannakampala betegekera ekikujjuko ky’omwaka  ekitegekeddwa KCCA Omwogezi wa KCCA, Ibin SSenkumbi agamba nti oluguudo lwa jjinja lwakuggalwa okuva ku kitgum house okutuukira ddala ku nkulungo ya Jinja Senkumbi agamba nti abasilikale 4000 beebasiddwaawo okukuuma obutebenkevu Yye akulira abakozi mu kampala , Jennifer Musisi agamba nti wassiddwaawo baasi ne gaali y’omukka…

Read More

Basuulibwa mu ddwaliro

Eddwaliro ekkulu e mulago liri mubwelalikirivu olw'abalwadde abangi abaleetebwa yo nga tebalina bajjanjabi. Olunaku lwaleero lwokka abalwadde abawerera ddala 10 bebabadde muziwadi ezenjawulo nga tebalina babajjanjaba. Omu  kw'abo gwetwogeddeko naye agamba nti amanya ge ye Emmanuel Wanati omutuuze we kibuli  agamba nti amaze mu ddwaliro kati omwezi gumu nga tewali yazze kumulambula yadde amulabirira kukitanda Ye akulira eby'okulongosa…

Read More

KKapa y’emizimu

Abantu bangi bagamba nti emizimu gitambulira mu kkapa nti era ne kkapa ziraba emizimu. Kino nno kyandiba ekituufu  ng’omukyalamu ggwnaga lya Bungereza okwerinda kkapa ezirugavu gy’alabyeemue mizimu Omukyala ono Caroline agamba nti kkapa eno yagiteze zi kamera era n’agikwata ngetambulira amabega w’entimbe z’omu ffumbiro lye Omukyala ono agamba nti kkapa eno elina amaasi ga kiragala era ngomuntu bw’agisemberera…

Read More

Ono alumya

Abakola ebyewunyisa tebaggwa mu nsi Mu ggwanga lya Bungereza, omusajja asangiddwa ng’avuga emmotoka naye nga bonnet ye tagigadde. Ono abadde avuga emmotoka kika kya benz batule ye abadde agitadde ku charger Abapoliisi basoose kumutunuulira nga tebakkiriza kyebalabye kyokka nga bagenze okumusanga ng’ali munda semaka atereedde anyoola siteriingi Ekisinze okwewunyisa buli omu kwekulaba omusajja no nga naye yewuunya abantu era…

Read More

Sabasajja asiimye

Ssabassajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi asiimye okuggalawo empaka za’Masaza kulwomukaaga lwa week eno e’ Nakivubo.   Sentebe wakakiiko akategesi Godfrey Mablire Ssalongo ategezezza nga emilyango bwegigenda okugulwawo ku ssaawa nnya ezokumakya. Ssingo ne Mawokota bebali ku final zempaka zino.

Read More

Sejusa abijjeemu enta

Bannamateeka ba Gen David Sejusa babigyeemu enta Bano olwaleero babadde balina okuleeta obujulizi obukakasa nti obulamu bw assejus abuli mu katyabaga n’okuleeta obujulizi obukakasa nti y’abatuma kyokka nga tebakokoze. Omu ku bannamateeka bano Fred Mukasa Mbidde agambye nti tebasuubira kalungi mu kakiiko era bwebatyo nebasuulayo byonna Akulira akakiiko Fox Odoi wabula agmbye nti bakuddamu butio okuyita Sejusa okukaka…

Read More

Alipoota ku Lukwago ya mwezi guno

Akakiiko akassibwaawo okunonyereza ku neeyisa loodimeeya wa Kampala kakufulumya alipoota ku nkomerero y’omwezi guno Akakiiko kano kasiibwaawo mu myezi gw’omukaaga kunonyereza ku kiwandiiko ba councilor 17 mwebayita okusaba nti loodimeeya agyibweemu obwesige Minista wa kampala, Frank Tumwebaza nga yeeyassaawo akakiiko kano agamba nti buli kimu kijja kuba kiwedde mu mwezi guno

Read More

Eby’omukozi eyatulugunyiziddwa biranze

Poliisi ekyagenda mu maaso n’omuyiggo gwa musajja waayo eyatulugunyizza omukozi. Omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba agamba nti ono yoomu ku basajja abataano abagambibwa okutulugunya eyal omukozi wa mukwnao Kassim Suuna Nabakooba agamba nti bano bagenda kuvunaanibwa ngamateeka bwegalagira Nga poliisi ekangula eddoboozi bbo ab’ekibiina ekirwanirira eddembe ly’abakozi ekya COftu bagusalidde mukozi Akulira ekibiina kino Christopher Kihirika agamba agamba nti…

Read More

Omukwasi w’abaana

Abatuuze mu zone ye Katoogo mu bitundu bye Ggaba bavudde mu mbeera nebalirika omusajja gwebatebereza okusobya ku baana babwe emigobante. Omusajja ono ategerekese nga Arafat Lubwama awonedde wanoto okutibwa era nga polisi okuva e Ggaba yemutasiza. Ate okuva e Gaba okudda e Kansanga,abatuuze mu kitundu kye Kansanga A bakooye amazzi agakulukusa abantu Bano bagamba nti amazzi gano agava…

Read More

Omwana afudde amasanyalaze

Omwana ow'omwaka ogumu akubiddwa amasasi agamuttiddewo Omwana ono ategerekese nga Arafati Bakulumpagi ng’abadde azannyira mu luggya mw’alinyidde ku masanyalaze Omwogezi wa poliisi mu kitundu kino Phillip Mukasa agambye nti omu ku baliranwa baabwe abadde abba amasanyalaze era nga wire zibadde ku ngulu Muliranwa ono olumaze bw’ati n’adduka era ng’omuyiggo okumukwata gwatandise dda.

Read More