File Photo: Amasiro ge Kasubi nga bwegaali gafanana
Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda afulumizza ekiwandiiko nga kino kiyimiriza emirimu emirara gyonna egikolebwa mu Masiro g’e Kasubi okutuusa nga gawedde
Ekiwandiiko kino kiragidde Katikkiro obutadamu kulambuza bantu masiro gano nga bwekizzze kikolebwa buli mwezi.
Mungeri yeemu abaami b’omumasiro okuli katkiro w’a masiro,Mugema,Kaggo,ne Nalinnaya bayimiribbwa obutadamu okugenda mu masiro…
