Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Namukadde agiridde munju.

Bya Mbogo Sadat . Wano e Mpigi waliwo abantu abatanamanyika abakkidde enyumba ya namukadde Teopista Nabakooza, 65 nebatekera omuliro okukakana nga afiiridemu. Bino byonna bibadde ku kyalo Bumera-Kabagambi mu ggombolola y'e Buwama mu district y'e Mpigi. Abamu ku bamulirwanabe bagambye nti entiisa eno yaguddewo ku ssaawa nga nnya ez'ekiro era kiteeberezebwa okubeera nga abaayokezza  ennyumba bandibanga baasoose kumusobyako…

Read More

Uganda esiimye obuyambi bwa Bungereza.

By Kyeyune moses. Amagye ge gwanga lya Uganda  aga uganda People’s Defence Forces gasanyukidde  enkatta ebakubiddwa  egwanaga lya Bungereza , nga buno obuyambi bugenderedwamu kuyambako uganda mukulwanyisa abatujju aba Amisom Ku lunaku lw'omukaago Bungerreza eriko obuyambi  bweyawa uganda , nga buno bubalirwamu ensimbi zakuno  obuwumbi 28.5 Omwogezi w'egye ly'egwanag Brig Richard Karemire ategezezza nga obuyambi buno bugidde  mukiseera…

Read More

Ebyalo 14 bifunye kabuyonjo e Buyende.

Bya Opio Kaleb. Abantu be Buyende basabiddwa okufuba okukuuma obuyonjo beetase endwadde eziva ku bujama Kuno okusaba kukoleddwa  omubaka wa pulesident owa Buyende Fred bangu bwabadde alangirira ebyalo 14  ebikakasiddwa nti abantu baamwo bonna baafunye kabuyonjo. Ono agamba nti abantu bangi batwala ensimbi nyingi  mukwejanjaba endadde ez'obujama, kyagamba nti kigwana kukyusibwa nga abantu bewala obukwadde.

Read More

Abasubuzi balabudde ku musolo gwa soso midiya.

Bya Samuel ssebuliba. Nga govumenti  etandika okuteeka  mu nkola entekateeka entekateeka  ey’okujja omusolo ogwa nusu 200 kubuli muntu akozesa social media, abasubuzi bategeezeza nga kino bwekigenda okutuuka  nekubeeyi y’ebantu ebitundibibwa. Kinajukirwa nti okutandika  n'olunaku lw'eggulo, mpaawo muntu ayinza kukozesa social media nga tasasudde nsimbi zino, songa  abantu bangi babade bakozesa emikutu gino  nga empuliziganya, kko n'okusubululirako. Twogedeko…

Read More

Abakungu ba gavumenti bongezeddwa akasiimo.

Bya Ritah Kemigisa. Kyadaaki govumenti etadde munkola eky'okwongeza akasiimo kabakozi ba gavument bonna nga bweyasubiza gyevubudeko. Ebaluwa gyetulabyeko nga evudde mu ministry ekola ku bakozi ba gavument era nga eriko omukoono gwomuwandiisi owenkalakalira Catherine Musingwire, abakungu ba government bonna kati bakuweebwa ensako emala. Kati muntekateeka eno,amyuka  president wakuweebwa 500,000  singa akola ekiro , nga zino zeyongedde okuva ku…

Read More

Abasiramu abagenda e Mecca bongezedwa ebisale.

Bya Shamim Nateebwa. Nga abasiramu  batekateeka okugenda e Mecca okulamaga, govumenti  ya Saudi Arabia eriko omusolo omujja gw'ebatedeko. Omusolo  oguleteddwa gwa bitundu 5% , kale nga kino Kitegeeza nti  buli mulamazi omwaka guno wakusasula ensimbi endala 1.1million nga azigatta kwezo 16.6m zeyasasula edda. Okusinziira ku ssabawandiisi w'ekibiina ekigatta ebibiina ebitwala abantu e Mecca ekya Uganda Bureau of Haj…

Read More

Abakukuta okugenda e bunayira bakyeyongera.

Bya Samuel Ssebuliba. Polisi   etegeezeza nga abantu abakukuta okugenda ebunayira okukola bwebakyali abangi newankubadde polisi ezze ebalabula  ku bulabe obuli mu kino . Omwaka oguwedde wegwatuukira mu masekati nga emisango 48  egy'okugenda e bunayira mungeri emenya amateeka gyegyakafunika, era nga abantu 121 bebaakwatibwa. Twogedeko ne Moses Binoga  nga ono yakulira akakiiko akalwanyisa abantu abatwalibwa e bunayira mungeri emenya…

Read More

Gavumenti esabiddwa okubudabuda abaana bejja ku nguddo.

Bya Samuel ssebuliba. Gavumenti esabiddwa  okufaayo okubudabuda abaana bejja ku nguudo, sosi kubasuula busuuzi eyo mu maka agakuuma abaana abatalina mwasirizi. Bino bigidde mukadde nga Minisitule ekola ku by'abaana yatedewo olwaleero nga nsalesale okulaba omwana yenna kunguudo, era nga bangi bayoleddwa. Twogedeko ne ssentebe w'akakiiko ka palamenti  akakola ku by’abaana Bernard Atiku, naagamba nti okujja obwana buno kunguudo…

Read More

Akakiiko akanonyereza ku by’etaka kagenze Lyantonde.

Bya Ruth Anderah. Akakiiko akanonyereze ku mivuyo gy'etaka akakulirwa omulamuzi Catherine Bamugemereirwe sabiiti eno kategzeezeza nga bwekagenda okuwayaamu n'abakulembeze bazi distrct ezitali zimu, ababaka ba paraliment, kko n'abakulembeze abalala , nga amakulu kuzuula nsibuko ya mivuya gyataka. Kati amakya ga leero bano bagenda kukyalako e Lyantonde,okuzulira dala abanenen abali e mabaga wemivuyo gino. Bano nga bakulembedwamu ba commissioners …

Read More

Gavumenti esindise e dagala e Teso.

Bya Ndaye Moses. Government  etegeezza nga bweriko edagala ly'esindise eri abantu abaakosebwa amataba mu bitundu bye Teso , okusobola okwewala endwadde nga cholera okubalumbagana. Minister omubeezi akola ku by'enjigiriza Musa Echweru  agamba nti bakwataganyeeko  n'ekitongole kyensi yona ekikola ku by’obulamu ekya world health organizations okulaba nga baduukirira abantu nga bano. Ono agambye nti basindise adagala erilongoosa amazzi elya…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play