Bya Ritaha Kemigisa
Akakiiko kebyokulonda kakusasanya obukadde 850 mu kulonda okwokuddibwamu, okwomubaka omukyala owa district ye Rukunguri okusubirwa nga 31st May.
Kino kibikuddwa akulira ebyemirimu mu kakaiiko, Leonard Mwekwah bwabadde ayogera ne banwmulire.
Mwekwah ategezeza nti bafunye ezimu ku nsimbi zino, wabulanga talaze miwendo mmeka zebakafunako.
Wano omumyuka wa ssentebbe wakaiiko kebyokulonda Aisha Lubega alabudde bonna abatekateeka okwesimbawo obutagezaako…
Bya Ndaye Moses
Ebibiina byobwonakyewa bisabye gavumenti, okuvaayo ne tteeka erinayamba okulwanyisa ekisadaaka baana mu gwanga.
Akulira ebyemirimu mu kitongole kya world vision Tinah Mukunda ategezeza nti ngebitongole ebyanajwulo, ebitakabanira eddembe lyabaana, balambise districts omusinga okubaamu ekisadaaka bantu, wabula abaana bebasinga okukosebwa.
Muno mulimu Buikwe, Nakasongola, Mukono, Rakai ne district endala.
Agambye nti kyekseera gavumenti okukola ekyamangu, ku nsonga…
Bya Ivan Ssenabulya.
Banabyabufuzi abaali mu kibiina ky'abanna DP bamusaayi muto aba UYD nate beekozeemu ekibiina ekigenda okubagatta.
Bwabadde eyogerako nebanamawulire kumukolo ogw'okugatta bano, omubaka we Butambala Muhamad Muwanga Kivumbi agambye nti okugatta abavuganya gavumenti bonna kyekigenda okumegga NRM.
Ono ategeezeza nti bonna abaaliko banna- UYD nebasuumuka olw'emyaka kati bagenda kwegatta balwane okulaba nga uganda eva mu kyebayise…
Bya Ritah Kemigisa.
Akakiiko akakola ku by’okulonda katadewo olwa nga May 31st nga olunaku abantu be Rukungiri kwebagenda okulondera omubaka waabwe omukyala anabakiikirira mu parliament.
Bwabadde ayogerako ne banamawulire,amyuka ssentebe w’akakiiko kano Hajjat Aisha Lubega agambye nti baalonze olunaku luno nga bakwataganira dala neteeka erigamba nti okulonda kuno tekulina kusukka nga 3rd June.
Kati ono agamba nti entekateeka…
Bya Samuel Ssebuliba
Government esabidwa okwanguwa okumaliririza project zonna ezivuggirirwa ensimbi zeyeewola okuva e bunayira, olwo ansimbi ezinavaamu ziyambeko mukusasula ebanja kaakano eritutuuse mu bulago.
Alipoota eyakoleddwa akakiiko ka parliament akakola ku by’enfuna , nga erambika uganda bweyimiridde mu byenfuna wakati wa 2015-16 and 2016-2017 , kizuuse nga ebanja lya uganda lyakula n’ebitundu 15%, kwegamba okuva kubwesede…
Bya Abubaker Kirunda.
E Namutumba police ebakanye n'omulimo ogw'okuyigga abantu abagmbibwa okuwamba omutuuze ku kyalo Bugobi mu gombolola ye Bulange
Ayogerera police ya Busoga East nga ono ye James Mubi agamba nti omuwambe ategerekese nga Simon Mulondo ow’emyaka 33.
Ono agamba nti abawambi bano babade batambulira ku bodaboda, era olumututte nebakozesa esimuye okusaba ensimbi emitwalo 500,000 nga tebanamuyimbula.
Bino…
Bya Ben Jumbe.
Police n'amamgye aga UPDF mu west Nile baliko abanyazi ababade bavudde mu gwanga lya south Sudan bebatutte entyagi nga bano babade bagezaako okwesogga uganda nga bayita mu kitundu kye Metu ane Dufele .
Twogedeko n'ayogerera police yeeno Josephine Angucia, n'agamba nti bano bateberezebwa okubeera abayekera aba SPLA , era nga ekitera okubeleeta mu uganda …
Bya Ben Jumbe.
Omumyuka wa sipiika wa palamenti Jacob Oulanya asabye nti waberewo enkyukyuka ezikolebwa mu ngeri government gy'ekwatamu ensonga y’okukendeeza obungi bw’abantu
Bwabadde atongoze ebikujuko ebinakulembera olunaku lw’obungi bwabantu wano mu kampala, sipiika Oulanya agambye nti omulaka tegugwana kubeera kungeri yakukendeeze misinde abantu kwebazaalira, wabula engeri y'okusobozesaamu abavubuka okukola okusalawo okwabwe nga beetengeredde.
Ono agamba nti obungi…
Bya Sam Ssebuliba
Olukiiko oludukanya ekibuga ekikulu olwa KCCA lusazeewo okuyimiriza okumenya ebizimbe ebitali ku plan mu Kampala, okutuusa ngokunonyereza kukoleddwa.
Okusalawo kukoleddwa mu lukiiko lwaba-kansala olutudde olwaleero, nga wano kansala we Rubaga Abubaker Kawalya wasinzidde nagamba nti engeri kino gyekikolebwamu eriko akabuuza, nga kigwana kigire nga kiyimirizibwa.
Ono agamba nti abantu nkuyanja mu kaseera kano basula bweru …
Bya Ritah Kemigisa
File Photo: Ekizimbe kye tendekeero lya Makerere
Ettendekero lya Makerere University Business School lijemedde ekiragiro kyabakama baabwe abe Makerere okulinyisa ebisale, okutuuka ku bukadde Shs 5 ku pulogram okutandika ne 2018/19.
Omwezi oguwedde olukiiko olwa Makerere University Council olutwala amatendekero gano, lwalagidde aba MUBS okuddamu okwekenenya ebisale, obutasukka obukadde 5 ne 7 buli mwaka eri…
