Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Okusengula abeesenza mu Lubigi kutandika sabiti ejja.

Bya Ben Jumbe. Ministry ekola ku by'obutonde bwensi etegeezeza nga bwegenda okutaama edemu okusengula abantu abeesenza mu lutobazzi olwa Lubigi , kale nga abasobola beesegule nga embeera tenatabuka. Kuno okulabula kukoleddwa  amyuka akulira Police ekola ku butonde bwensi Simon Peter Koshi nga ono ategeezeza nga buli kyetagisa bwekiwedde okulaba nga ekikwekweto kino kikolebwa era nga kino kitandika …

Read More

Abakola kko n’okutunda ebigingirire bubakeerede.

Bya Samuel Ssebuliba.   Police y’ensi yonna etegeezeza nga nga bwegenda okutandika okukwatagana n’ebitongole byonna ebikwatibwako  ensonga okulaba nga balwanyisa enkola ey’okucupula ebintu kko n’okutunda ebintu ebigingirire okuva e Bunayira. Bano okuvaayo kidiridde ekikwekweto kya sabiiti ewedde police mweyakwatira ebintu bino ebigingirie, nga bino okusinga byagibwa wano  ewa kisekka. Kati twogedeko n'akulira police ya Interpol mu Uganda Fred…

Read More

Abakola seminti baakunyonyola lwaki ebeeyi erinye.

Bya Ritah Kemigisa. Minista akola ku  by’obusubuzi omukyala Amelia Kyambadde ayise bunambiro abakozi ba seminti , bamunyonyole ekiviirideko seminti  okulinya ebeeyi. Ono okuvaayo kidiridde  omubaka we Lugazi municipality Isaac Ssozi Mulindwa  okutegeeza palamenti nti ebeeyi ya seminti  erinye ebitagambika, kale nga ministry egwana kuyingira mu nsonga  nga zino. Mukaseera kano ebeeyi ya seminti  eri wakati wa  40,000  ne  50,000…

Read More

Rwanda leero ejukidde ekitta bantu ky’omwaka 1994.

By Tom Angulin. Olunaku olwaleero egwanga lya Rwanda lwelijukidde nga bwegiwezze emyaka 24 bukyanga kitta bantu kiggwa mu gwanga lino okukakana nga abantu abasukka mu mitwalo 8 battidwa mungeri eyesisiwaza. Kati wano mu uganda twogedeko n’omubaka wa Rwanda mu Uganda major Frank Mugabaja  n'agmba nti ekikangabwa kino ekyagwawo kyabayigiriza kinene , kale nga tekiyinza natte kuddamu kugwa…

Read More

Abatunda ebitabo ebigingirire.

Bya Samuel Ssebuliba. Ekitongole ekikola ogw'okulwanyisa abacupula ebitabo ebiwandiika ekya Uganda reproductions rights organization bategeezeza nga bwebakutte ebitabo ebisukka mu mitwalo  60,000, nga bino byonna bibadde byayokebwamu awatali lukusala lw’abanyinibyo abaabiwandiika. Twogedeko ne Charles Bitambuze nga ono y'akulira ekibiina kino n'agamba nti ebitabo bino okusinga biggidwa wano ku Nasser Road, era nga ababde bakikola musanvu bakwatiddwa Ono agamba…

Read More

Owa 21 bamusobezzaako kirindi

Bya Abubaker Kirunda File Photo: Police nga ekola ogwayo Poliisi eri ku muyiggo gwabakaggwa ensonyi abakidde omukazi owemyaka 21 nebamusobyako ekirndi. Bino bibadde ku kyalo Mafubira zone C mu gombolola ye Mafubira. Omuddumizi wa poliisi e Jinja Martin Mbabazi akakasizza ekikolwa kino. Kati ssentebbe wa L3 Hanis Kiganyira kino akitadde ku bavubuka abasiiba nga batayaya, nebatuuka nokwenygira mu bumenyi bwamateeka.

Read More

Bamuse lwakubba mbuzi

Bya Abubaker Kirunda Omusajja owemyaka 38 akubiddwa okutuuka okufa abatuuze ku kyalo, Kitigoma mu munisipaali eye Njeru nga bamulanga kubba mbuzi. Muhammed Yiga kigambibwa abadde ne banne babiri wabula, absobodde okudduka. Ono abatuuze bagamba nti bamuguddeko lubona, ngatunda embuzi enzibe, nebamulumba namajambiya nebamutematema okutuusa lwasizza ogwe nkomerero. Akulira emisango gyobutemu ku poliisi ye Njeru Balisanyuka Iaiko akaksizza nti webatukidde,…

Read More

Todwongo yegaanye okuberako mu UYD

Bya Ivan Ssenabulya Omumyuka wa ssbawandiisi wa NRM, Richard Todwongo yegaanye okubeera nti yayitako mu kiwayi kyabamusaayi mutto ba DP ekya UYD. Bwwebabadde abogera ne banamwulire mu Kampala, bwebalagidde nti batonzeewo ekibiina ekigatta banabyabufuzi bonna abayitako mu UYD nga bakulembeddwamu omubaka we Butambala, Muhamad Muwanga Kivumbi bakowodde bonna abaddukira mu bibiina ebiralala okukomawo okulwana kulwe gwanga. Bano banokoddeyo…

Read More

Okulonda kwe Tororo kukyali mu lusuubo

Bya Ritah Kemigisa Abatuuze bwebaali bekalakaasa nga bawakanya okupunta ettaka Okulonda kwa ssentebbe wa distict ye Tororo kukyali mu lusuubo,  okujjako ngebiwayi ebiguguilana bakikanyizza . Kinajjukirwa mu May womwaka oguwedde, akakiiko kebyokulonda kayimiriza kayimiriza okulonda, nekwongezebwayo nga 29th June okulonda anaddira Apollo Jaramogi mu bigere eyafa. Okusinziira ku mumyuka wa ssentebbe wakiiko kebyokulonda, mu Buvanjuba bwe gwanga, Justine Ahabwe…

Read More

Gavumenti esabye omwezi mulamba okutunula mu Buganda bye’banja

Bya Shamim Omwezi mulamba gweguweredwa akakiiko akatekebwawo omukulembeze we gwanga okwekenenye ebintu byonna Buganda byebanja gavumenti eya wakati okubibaddizza oba nokuliyirira obwakabaka. Kino kiddiridde ensisinkano ebabdde erina okubawo olwaleero wabula abakulu nga bakulembedwamu ssabawolerezza wa gavumenti okuddamu okusaba obudde betegerezze nga bayiita mu bakuggu okwekenenya emiwendo gyebintu ebimu Buganda byebanja. Essira lisimbidwa ku nyumba yobwakaba eri e Bungerezza,…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play