Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Ebya Kadaga-Namuganza bigwana mu kibiina

Bya Sam Ssebuliba File Photo: Mike Mukula Eyali omubaka wa palamenti owa minisipaali eye Soroti Captain Mike Mukula asabye akakiiko ka palamenti, akakwasisa empisa, ebyokunonyereza ku nkayana wakati wa spiika Rebecca Kadaga ne minister webye ttaka Persis Namuganza, babimme amazzi, wabula babisindike mu bukulembeze bwekibiina kya NRM. Bwabadde alabiseeko mu kakiiko kano, Mukula agambye…

Read More

Ekisoro abantu bana bakwatidwa ku byokutta omuntu.

Bya samuel Ssebuliba   Elli Matte ayogerera Police ye Kigezi. Police e Kisoro  ekutte abantu 4 nga bano bateberezebwa okubaako kyebamanyi kukuttibwa kw’omukazi ow'e myaka 25. Eyatibwa  etegerekese nga Malideniyo Santurina  omutuuze we Bugomora  mu  Kisoro district Okunonyereza okusooka kulaze nga omukyala  ono bwaludde nga abuze kati sabiit 2, kyoka abatuuze bagenze  okumusanga nga yattibwa n'asulibwa mu kyaloKigeyo. Ayogerera police…

Read More

Abalunzi beetaga kutendekebwa mungeri yaabuwaze.

Bya Ndaye Moses. E kibiina ekitaba abasawo abakola ku by’ebisolo ekya Uganda Veterinary Association kisabye government okuteekawo okutendeke okw’obuweze eri buli mulunzi mu uganda , kibayambe okwongera ku by’ebakola. Twogedeko ne president waabano  n'agamba nti bano beetaga okutendekebwa waakiri okumala emyezi nga 3 , olwo balyoke bayige kyebakola. Ono mungeri yeemu ayagala watekebwewo n'ensawo enaakola ku byokutenedeke abantu…

Read More

Abavuganya government baanukudde minister Nadduli ku by’okutta abantu.

Bya Ben jumbe. Abavuganya government basekeredde minister akola guno naguli  AlHajji Abdul Nadduli, nga ono balunze kubawaayira nga bwebakulembedemu ebikolwa ebyokuwamba kko n'okutta government. Olunaku olw'eggulo omukulu ono bweyabadde ayogerako ne banamawulire yagambye nti abavuganya govenment bebateeka ensimbi mu kabinja akeeyita aka Popular Striking Force akasinziira e bwaise  nga bano bebawamba, kko n'okutta abantu mu kampala wano Ono…

Read More

Omubaka wa Cuba agobeddwa

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti ye gwanga lya Zambia ewadde omubaka we gwanga lya Cuba ambassador Nelson Pages Vilas ennaku 7, okwamuka egwanga lyabwe. Vilas yanyizizza gavumenti bweyetabye mu kutongoza ekibiina kyebyobufuzi ekya Socialist Party, ekikulemberwa Fred M’membe, eyali munamwulire neyesogga ebyobufuzi. Ono yakubiddwa ebifananyi nga yetabye ku mukolo gwokutongoza ekibiina ekivuganya gavumenti, kyebagamba nti kiri wabweru wenkolagana. Kati omukulembeze…

Read More

Aboludda oluvuganya gavumenti bebawamba nokutta abantu

Bya Benjamin Jumbe Aboludda olvuganya gavumenti bebali emabega we ttemu mu kibuga nokuwamba abantu. Minister atalina mulimu gwa nakalalira Alhajji Abdul Nadduli yalumirizza bwati, nti waliwo abe bweru abatekamu ensimbi era bebakolagana nabo, okunafuya gavumenti. Bwabadde ayogera ne banwmulire mu Kampala, Nadduli agambye nti waliwo akabinja akatondedwawo e Bwaise, akafuuse akomutawaana okutukiriza ebigenererwa bino.

Read More

DP Ekungubagidde omugenzi Mandela

Bya Ivan Ssenabulya Ekibiina kya DP kikungubagidde Winnie Madikizela-Mandela, eyafudde olunnaku lwe ggulo ku myaka 81. Bwabadde ayogera ne banamwulire mu Kampala Kenneth Paul Kakande ayogedde ku mugenzi ngomulwanirizi we ddembe kayingo, eyawakanya obusosoze ne bbaawe, omukulembeze we gwanga lya South Africa, omuddugavu eyasooka Nelson Mandela. Kati asabye abakyala mu Uganda okutwala omukyala Winnie Mandela, ngekyokulabirako okuwakanya obutali…

Read More

Aba DP bagala tteeka kuba Crime Preventers

Bya Ivan Ssenabulya File Photo : Kakande nga yogeera Abantu abenjawulo bavuddemu omwasi, oluvanyuma lwomukulembeze we gwanga okulangirirra entekateeka okutongoza abziyiza ku bumenyi bwamataeeka ba crime preventers ngegye ezibizi, nga baliw wansi wa UPDF. Kati abekibiina kya Democratic Party, bawabudde nti wetagisaawo etteeka okulungamya okuberawo kwa bano, nemirimu gyabwe. Akulira ebyamawulire mu kibiina kya DP Kenneth Paul Kakande alabudde…

Read More

Abantu 20 bebafudde ku Easter

Bya Ritah Kemigisa File Photo: Onyango ng' yogeera Poliisi etegezeza nti abantu 20 bebafudde mu bikujjuko bye nnaku enkulu eza Easter. Bwabadde ayogera ne banamawulire ku CPS mu Kampala, omumyuka womwogezi wa poliisi mu gwanga Patrick Onyango ategezeza nti abantu 8 batemuddwa, ngabasirikale ba poliisi 4 bafiridde mu kabenje e Maya ku luduudo lwe Masaka, abantu 2 bafiridde…

Read More

Nadduli atabukidde Kamya

Bya Benjamin Jumbe Minister owa guno na guli Alhajji Abdul Nadduli  atabukidde munne, minister owa kampala Betty Kamya akola ku nsonga za Kampala, nga agamba nti ono eby’okugaziya Kampala agwana ebyesonyiwe tajja kubisobola. Ono waviirideyo nga Betty Kamya yakaladde nagamba nti kampala ayagala agaziwe okutuukira ddala e Mpigi, Mukono, ne Wakiso, ekyatabudde abantu. Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire,…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play