Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Abanadiini balabudde omukulembeze we gwanga ku bamulimba.

Bya Samuel Ssebuliba. Ssabasumba w'esaza ekulu elya kampala Dr cyprian kizito Lwanga alabudde omukulembeze we gwanga okukoma okugendera ku  ngambo ezimugambibwa abantu, okukakana nga atandise okulowooza nti amadiini gagaala kumujja mu buyinza. Bwabadde abuulira mumisa efundikidde okutambuza  omusalaba wali ku Old  kampala, Ssabasumba agambye nti waliwo abantu abenyiridde ku ky’okuwa omukulembeze we gwanga amawulire amakyamu , nga…

Read More

Government yeewoze ensimbi okuzimba emyala gya Kampala.

Bya Samuel Ssebuliba. Mumalala Parliament ekirizza government okwewola ensimbi obukadde bwa dolla 26  nga zino zakukosebwa mukumaliririza omulimo ogw'okuyonja kampala wansi wa Kampala Sanitation Program. Kinajukirwa  nti mu mwaka gwa 2009, Government yewola ensimbi  okuva mu African Development bank  okuzimba emyala, ko n'okuzimba emidumu egitambuza kazambi  , kyoka zino ensimbi  nezitamala. Bweyabadde asaba ensimbi zino , minister…

Read More

Edagala ly’ebirime egingirire liboyeddwa.

Bya Getrude Mutyaba. Minisitule  ekola ku  y’obulimi, eriko eddagala eriwereza ddala lita  10,000 lyekutte okuva mu matundiro  g’edagala lino kibuga Masaka nga lino kizuuse nga libadde gingirire. Ttiimu y’abalambuzi okuva ku kitebe kya Ministry nga bali wamu ne poliisi mu by’obulimi bakoze ekikwekweto mu maduuka agatunda eddagala ly’ensolo n’ebirime ebitali ku mutindo nebabitwala. Fred Muzira nga yaakulembeddemu ttiimu…

Read More

Egwanga lya Buyindi liwadde amagye ga UPDF bus biri.

Bya Ben Jumbe. Omuduumizi w'amagye ge gwanga Gen David Muhoozi  asiimye egwanga lya India olwabuli kaseera okubaako obuyambi bwebwa amagye ge gewanga. Gen Muhoozi okwogera bino yabadde akwasibwa bus 2  ekika kya  Ashok Leyland,nga zino baaziwadde etendekero ly'amajje elya Senior Command and Staff College Kimaka. Yye omubaka wa India mu uganda   Ravi Shankar ategeezeza nga  uganda ne…

Read More

Besigye akubye ebituli mu nteseganya ze gwanga

Bya Ivan Ssenabulya Eyali presidenti wekibiina kya FDC Dr. Kiiza Besigye akaubye ebituli mu ntekateeka ezigenda mu maaso, okutakawo okuteesa kwe gwanga, bwategezeza nti mpaawo kiyinza kuvaamu olwobunanfuusi obuliwo. Bwabadde atuuse obubaka bwe obwa Easter ku wofiisi ze ku Katonga Road mu Kampala, Besigye anokoddeyo ebintu byagamba nti bikulu okuli okubba ensimbi ze gwanga nokunyakula ettaka lyabantu,…

Read More

Mwongere ku Byokwerinda

Bya Ndaye Moses File Photo:Stanley Ntagali nga ayogeera Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda Stanley Ntagali asabye gavumenti, nebitongole byayo okwonera ku byokwerinda okusobola okumalawo okumalawo obutemu ku bantu abatalina musango. Ssabalabirizi okukola okusaba kuno, abadde atuusa bubaka bwe obwamazukira mu maka ge Namirembe. Wano asabye abakulisitaayo, okwewala ebikolwa byonna ebikyamu mu nnaku zino enkulu, ngobutemu nebiralala. Ategezeza nti tewali alina…

Read More

Abe Mukono bawakanyizza okuziya Kampala

Bya Ivan Ssenabulya Ssentebe wa district ye Mukono Andrew Ssenmyonga awakanyizza ekyokugaziya Kampala, okutwalizaamu ekimu ku kitundu kya Mukono. Ssenyonga ategezza nti ekikolwa kino kyabujoozi ngategezeza nti kino kigenda kukosa ebitundu byabwe, songa kyewunyisa okuba nti balekebwa bbali ngabakulembeze. Ategezezza nti kyandibadde, kutukirira bitundi bino, okubikulakulanya nga bayita mu bukulembeze obuliyo.

Read More

Essomero ligaddwa lwa byokoola

Bya Opio Sam Caleb Abatwala ebyenjigiriza mu district ye Kamuli bagadde essomero lya Nakakabala P/S oluvanyuma lwemizimu okutemba abayizi 32, nga bonna bawala. Omulondoozi wamsomero e Kamuli Muzaham Chuka ategezeza nti abayizi baliyinyiddwako ebyokoola, nga balumba abazadde nabasomesa okubakuba amayinja nokwogera mu nnimi, kati okumala ennaku 3. Ategezeza nti basazeewo okuggala essomero lino okuuka ku Lwokubiri lwa wiiki…

Read More

Banna-diini bagala ekya’babundabunda kigonjoolwe

Bya Benjamin Jumbe Bannadiniini mu kibiina Uganda Joint Christian Council basabye gavumenti nabalala abakwatibwako okugonjoola ekizubu kyababundabunda abesogga Uganda buli lunnaku olukya. Bino webijidde ngabanoonyi bobubudamu okuva mu gwnaga lya Democratic Republic ya Congo, bakyeyongera okuyingira kuno. Bwabadde atuusa obubaka bwe obwa Easter, ssentebbe wekibiina era ssbasumba we ssza ekkulu erye Kampala Dr. Cyprian Kitizo Lwanga agamba byonna,…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play