Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Kattikiro wa Buganda Alaze Okutya Olwokujja Ekkomo ku Myaka

MENGO Bya Shamim Nateebwa Kamalabyonna wa Buganda, Owek. Charles Peter Mayiiga asabye poillisi okubaako ne kyekoola ku ttemu  erigenda mu maaso mu bitundu bya Uganda ebyenjawuulo nasaba nti enjogera ya Tukyanonyerezza ekome kubanga tewa makulu, wabula okumal;amu amaanyi. Katikkiro agamba nti ettemu, ekibba ttaka nebyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga mu kiseera kino, biraga embeera etali nnungi…

Read More

E Mukono aba DP Bakwatiddwa

MUKONO Bya Ivan Ssanaulya Poliisi e Mukono ekutte abekibiina kya DP ababadde bekalakaasa ku by’okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembezze w’eggwanga. Abakwatiddwa kubaddeko, ssentebbe wa division ye Goma Erisa Mukasa Nkoyooyo, omukubiriza wolukiiko lwa munisipaali Hamiyat Nakigudde, ba Kkansala nabawagizi bekibiina. Embeera ebadde ya bunkenke.

Read More

Ababadde Bekalakaasa e Lugazi Poliisi Ebakutte

LUGAZI Bya Ivan Ssenabulya Eyali omubaka wa Buikwe South mu palamenti, nga ye ssentebbe wekibiina kya DP e Buikwe, Dr Micheal Lulume Bayigga naye yegasse ku bawkanya ebyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Dr Lulume abadde akulembeddemu ekibiina kyabwagizi bekibiina olwaleero, okwekalakaasa nga bababdde bagenda kwolekera ku palamenti. Bano poliisi e Lugazi ebakutte, era abamu nebagalirwa.

Read More

Ababaka Balwanidde mu Palamenti

Bya Moses Kyeyune ne Ivan Ssenabulya Embeera ekyali ya bbugumu palamenti, ababaka aboludda oluvuganya gavumentio balumirizza nti wandibaawo abayingizza emmundu munda omutesebwa. Ababaka balabiddwako nga bekasukira obutebe wakati mu kulwanagana. Essaawa zibadde 8 ne dakiika 40, omukuiriza wa palamenti Rebecca Kadaga natuuka. Wabula palamenti etabanguse ababaka bwetanudde okuvumbagira obuzindaalao, nokulekaana nga bagamba nti omubaka wa Mukono North, era minister…

Read More

Ebyokuteesa ku by’okugikwatako biri mu lusuubo.

Bya  Ben Jumbe Tutegeezedwa nga olukangaga okuli ebigenda okugobererwa mu kuteesa kwa leero bwerufumye, wabula nga kuno tekuli kyakuteesa ku kyakuwa mubaka we Igara Raphael Magyezi  lukusa lwakukwata ku nyingo eya 102 B. Ebimu kubigenda okutesebwako kuliko  bulwadde obwakwata kalitunsi mu uganda, minisita w’ebyensimbi wakutegeeza Parliament ku by’okutunda etaka e Namanve kko n’ensonga endala. Wabula okusinzira ku mateeka…

Read More

Police etabukidde emotoka zi ganyegenya.

Bya ben Jumbe. Police etegeezeza nga bwetongozezza ebikwekweto ku motoka  zi ganyeganya ,ezimanyidwa nga DMC,era nga kati buli agirina wadembe okugirekka ewaka oba okugifuula akayumba k’enkoko Bino bigidde mukaseera nga obubenje ku nguudo bwongedde okutaama, nga ne gy’ebuvudeko waliwo banansi ba Tanzania 12 abaafira ku luguudo lwe Masaka. Twogedeko n’aduumira Police y’ebiduka Dr Stephen Kasiima n’agamba nti ebikwekweto…

Read More

Polisi eggadde enguudo eziyita ku palamenti.

Bya Ivan Ssenabulya   Police etegeezeza nga bwegadde enguudo zonna ezetolola parliament, nga kino ekikoze  kwewala bantu abayinza okuleeta emitawaana ku okumpi ne parliament. Aduumira police mu Kampala n’emiriraano Frank Mwesigwa  agamba nti baakitegedeko nti waliwo abantu abaagala okwekalakaasa  nga bwebaakola sabiiti ewedde parliament bweyali etegeka  okuwulira ekiteeso eky’ekomo ku myaka gyomukulemebeze we gwanga Ono agamba nti abantu bonna…

Read More

Omusomesa Eyatigatiga Omuyizi Amabeere Aziddwayo e Luzira

Bya Ruth Anderah Omusomesa we ssomero lya  primary erimu mu Kampala agambibwa okutigatiga amabere g'Omuyizi ow'emyaka 8 adiziddwayo mu kkomera e Luzira. Akwetereho philip nga musomesa wa music mu ssomero lya Nsooba parents primary school aziddwayo mu kkomera e Luzira oluvanyuma lw' omuwaabi wa government Kyansimire Jackie obutaleta bajulizi olunaku lwaleero. Omusajja ono yatwalibwa mu kkomera nga July…

Read More

E Tororo akabenje katuze abantu bana.

Bya Damalie Mukhaye Abantu bana kikasiddwa nga bwebafiiridde mu kabenje n’ablala 21 nebaddusibwa mu malwaliro nga bapooca. Kano akabenje kazingidemu motoka ekika kya loole , nga eno yevulungudde enfunda eziwera ku luguudo lwe Busolwe-Tororo. Atwala Poliisi y’ebidduka mu kitundu kya Bukedi, Ogwal Kasule gambye nti abafudde babadde bamunju emu, era nga babade batuuze ku kyalo Osia-Boke mu gombolola…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play