Olwali
obutamenya kukozesa tooyi-Baboneredde
Ebisesa tebiggwa mu nsi yadde abamu ate biba bibakaabya Mu kibuga Ohio ekya America, ababadde balinze enyonyi okusitula kibabuseeko buli kimu bwekiyimiridde olw’omuntu agenze emanju n’asuula ki pamper mu tooyi enzungu Tooyi eno ezibikidde nga kizibu omulala okugikozesa. Kino kiwalirizza abaddukanya ennyonyi okujjako buli abadde […]
Embeerera ziri mbuto
Obadde okimanyi nti waliyo abakyala abafuna embuto nga tebegasse na Muntu yenna Mu ggwangalyaAmerica bannasayansi bagamba nti omu ku bakyala 200 ku bagenda mu malwaliro agamba nti ali lubuto naye nga tamanyi musajja Abanonyereza bano bakoze okunonyereza ku bavubuka abasoba mu kasanvu era ng’abamu babadde […]
Ono bamumaze empaka
Abamala gasimba emmotoka wemusanze gano gammwe Okisika omuguwa wkati w’abazimbi n’omugoba w’emmotoka kuwedde mu bulumi Byonna bitandise omugoba w’emmotoka bw’asimbye ku kifugi ekibadde kikolebwaako abazimbi bano mu kibuga Belo Horizonte, Brazil. Ekifugi kino kitera kusimbibwaamu mmotoka ezitundibwa era ng’omusajja akalambidde nga bw’atagenda kugijjawo. Abazimbi bano […]
Musajja mukulu ekiguddeko
Kati abantu abasinga bwebagenda okwetawuluza tebafaayo kusooka kwetegereza wa webagenda kumalira kyetaago kyaabwe. Mu ggwanga lya Ghana, omusajja Kwabena Nkrumah, aweza egy’obukulu 34, akiguddeko bw’agenze mu kabuyonjo y’olukale okwetawuluza omusota negumubojja obusajja. Ono akubye omulanga ogutiisizza n’abalala ababade beyambira mu busenge obubadde bumuliranye era kizibu […]
Obuseegu mu bazadde
Kubamu akafanyi ng’otutte omwana wo okulaba ku firimu oba gamba muli waka. Mu butanwa, akatambi akalaga ka buseegu, olowooza wandikoze ki Kati nno abazadde ababadde batutteko abaana baabwe out mu kibuga Florida ekya America kibaweddeko, ebifananyi by’abantu abali obwereere bwebitandise okujja ku ntimbe. Abamu ku […]
Akubye omuzimu ekifananyi
Wali okubyeeko omuzimu ekifananyi Kati manyi bangi mugamba nti mbalimba naye mu ggwanga lya America omuvubuka abadde akuba ebifananyi yewunyizza okusangamu eky’ekisiikiriza ky’atategeera Cameron Hamilton abadde ali mu kulambula ne mikwano gye kimuweddeko ate nga nebabadde nabo teria tegedde kino kwekivudde era nga bangi balowooza […]
Eyakwata embuzi emulumirizza
Omusajja eyakwata embuzi kimuweddeko mu kooti embuzi eno bw’emulumirizza nga bweyagikabasanya Embuzi eno ereeteddwa ng’obujulizi era ng’eyimiriddewo ng’omusango gugenda mu maaso. Omusajja ono ategerekeseeko erya Gona obwedda yebwaarabwaala ng’atunuulira embuzi era nebamusingisa omusango guno bw’atyo n’akaligibwa emyaka kkumi mu kkomera. Ono omusnago yaguddiza mu kibuga […]
Omutamiivu akubidde poliisi essimu
Omusajja anywedde n’agangayira akubidde poliisi essimu lwa mukazi kumufulutiira mu matu Ono yagenze mu bbaala okunywaamu, gyeyasanze ekijujuulu era n’alonda ekkubo ng’enjogera y’ennaku zino bweri. Bagenze bombi ewaka kyokka ekiro yabuliddwa ekiro olw’omuwala okufuluuta ng’omuwendule era asazeewo okukubira poliisi essimu. Ono asoose kwegaana kumanya muwala […]
Omusoto mu bijanjaalo
Omukyala aguze ebijanjalo ebibisi kimuweddeko bw’asazeemu omutwe gw’omusota ogufudde Omukyala ono bweyaguze ebijanjaalo yabituusiriza mu firiigi kyokka nga atuuse akaseera k’okufumba kwekubiyiwa mu kibakuli Ono asoose kulowooza nti kijanjaalo kyekyakula kyokka ng’okukyetegereza agenze okukakasa nti mutwe gwa musota kubanga gubaddeko enswiiriri n’amaaso kko n’omumwa. Omukyala […]
Eyabula kimuweddeko
Omuvubuka abadde yabula okuva ewaka okumala ebbanga kimuweddeko bw’asanze bakadde be nga bali ku malaalo bamusabira Bakadde be baali bamanyi nti yafa oluvanyuma lw’okuweebwa omulambo gw’omuvubuka gwebasanga ku kkubo ng’atandise okuvunda ate nga mu biseera ebyo owaabwe yali yamubula era baziikamu oyo Okuva olwo babadde […]