Olwali

Enkoko zakusala enguudo awatali kutya

Ali Mivule

October 21st, 2013

No comments

Waliwo akagero akagereesa mu lungereza nga lubuuza nti enkoko yasazeeko etya oluguudo. Ekibuuzo kino ssikyakuddamu kubuuzibwa mu ggwanga lya America anti waliwo obujaketi obuleeteddwa nga buno bwambazibwa enkoko. Obujaketi buno buli mu langi ezaaka era nga bwefananyirizaako bw’olaba ng’abapoliisi bambadde okulambika emmotoka ezitambula Akajaketi kano […]

Omwenge gwa Kkapa guzze

Ali Mivule

October 17th, 2013

No comments

Abantu bangi badda ewaka nga bakooye n’akajjamu negabula era n’ekikoowukoowu bagwa eri ng’ekiyinza okubakkakkanya kunywaamu. Gujabagira ssinga omuntu abeera muwuulu nga ky’alina mu nju by’ebisolo omuli kkapa oba embwa naye nga tasobola kunywa nabyo kugabana ku bukoowu Kino ssikyakubaawo kati ng’abasogozi b’omwenge bakoze ogunyweebwa kkapa […]

Ono akozesa balongo

Ali Mivule

October 16th, 2013

No comments

Abantu bayiiya ngeri zakufunamu baguzi Ow’ekirabo ky’emmere mu Russia asazeewo kukozesa balongo bokka okuva olwaleero okusobola okusika ba kasitooma Bano abambaza ebifanagana olwo nebagabula abantu Ono agambye nti yalabye firimu ekwata ku balongo ng’eno yazanyibwa mu gyenkaaga naye bw’atyo kwekutandika okukozesa abalongo Ono agamba nti […]

Ebbaala efuuse kabuyonjo

Ali Mivule

October 16th, 2013

No comments

Mu nsi eno buli muntu ayiiya w’ajja ssente okweyimirizaawo Mu kibuga kalifoniya omusajja asazeewo ebbaala ye kugiteekamu ntebe eziringa kabuyonjo Buli kimu okuviira ddala ku ntebe, esowani, ebijiiko, nebirala byonna ebyatereddwa mu baala eno byakoleddwa mu kifananyi kya kabuyonjo. Kati kuba ekifananyi nga omwenge oguwutiibwa […]

Omugole asazeeko enviiri

Ali Mivule

October 14th, 2013

No comments

Abakyala bangi beesunga embaga zaabwe olw’okwagala okwambala batonnye Mu birala byebalowozaako ennyo zee nviiri era nga zino buli omu afuba okulaba nti y’asinga ennungi. Kati nno ono yye yewunyisa kubanga ku mbaga ye yasazeewo asale akawalaata okufanaana bba. Omukyala ono ow’emyaka 31 ategeezezza nti yakoma […]

Ono yeekyaye

Ali Mivule

October 8th, 2013

No comments

Ebinyiiza mu nsi tebiggwaayo. Omukozi mu uspermaket yekyaaye ebintu by’abadde yakamala okupanga byonna bwebiyiise Ekisinze okumujja mu mbeera be bakyala babiri abazze nga bakebera ebintu bino nebabitataganya era gyebigweredde nga biyiise Ekisinga omunyiiza nti ate olumaze okukola kino nebatambula nga tebalina kyebaguze  

Bano basazeewo kwekalakaasa nga beeyambula

Ali Mivule

October 7th, 2013

No comments

Abayizi ba yunivasite emanyiddwa nga Kaposvár basazeewo okwekalakaasa nga bali buswa nga bawakanya amateeka amapya agaleeta enyambala enkakali. Abayizi bano babadde bagaaniddwa okwambala enkunamyo, n’okwemyuula nga bagenda mu bibiina Yunivasite eno esangibwa mu ggwanga lya Hungary Abayizi bano basoose kwekubisa nga bali mu ngoye n’oluvanyuma […]

Ono endogoyi agikedde

Ali Mivule

October 7th, 2013

No comments

Omwana ow’emyaka esatu gyokka  atavuga ndogoyi bitooke byebigwa afuuse ekyerolerwa Omwana ono amanyiddwa nga Harry Edwards agenda kuvuga endogoyi eno ku lw’okusatu ku bikujjukukko by’okuvuga endogoyi mu ggwanga lya Bungereza Omwana ono ekyewunyisa nti muto nnyo tannaba na kutandika kusoma  kyokka nga buli omu amulinze […]

Ono anywa musulo

Ali Mivule

October 4th, 2013

No comments

Abantu bakozesa ebintu bya njawulo okwekuuma nga balamu Omukyala ow’emyaka 63 akimazeeko abantu bw’ategeezeza nga yye bw’akozesa omusulo okwekuuma nga mulamu. Omukyala ono Suylivia Chandler agamba nti buli ku makya omusulo gwe taguyiwa agunyw abunywi era nga kino akikoledde emyaka 20 amabega Omukyala ono agamba […]

KKapa y’emizimu

Ali Mivule

October 3rd, 2013

No comments

Abantu bangi bagamba nti emizimu gitambulira mu kkapa nti era ne kkapa ziraba emizimu. Kino nno kyandiba ekituufu  ng’omukyalamu ggwnaga lya Bungereza okwerinda kkapa ezirugavu gy’alabyeemue mizimu Omukyala ono Caroline agamba nti kkapa eno yagiteze zi kamera era n’agikwata ngetambulira amabega w’entimbe z’omu ffumbiro lye […]