Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abalina omusaayi ogutakwata babaano

File Photo: Abantu mu dwaliro Obadde okimanyi nti waliwo abantu abalina omusaayi ogutakwata nga ssinga bafuna ekiwundu guyiika okutuuka lwebafa. Kakati abantu abasoba 50 beebasangiddwa n’embeera y’abantu balina omusaayi ogutakwata Bano babazuulidde mu nkambi ekubiddwa ku ddwaliro e Mulago ng’etegekeddwa abalwanyisa ekirwadde kino Omusawo e Mulago Mary Nziabake, agambye nti mu Uganda, abalina embeera eno bali mu mitwalo 3,8000

Read More

Temutuma sejusa- Kkooti

Kkooti enkulu mu kibuga eyimirizza amaggye okusindika Gen David Ssejusa ku mulimu gwonna ng’akiikirira amaggye. Kiddiridde omuwandiisi wa kkooti Festo Nsenga okuyisa ekiragiro ekikwata Gen Sejusa  olw’okwetaba mu byobufuzi n’okunyooma ebiragiro by’amaggye. Ssejusa yawaaba mu kkooti ng’agamba amaggye nga agamba nto gagaanye okumuta okukola ebibye ate nga yayagala dda okugavaamu. Sejusa agamba nti yakola ku maggye okumala emyaka…

Read More

Abeesimbyeewo bawenja kalulu

Abeesimbyeewo ku bukulembeze bw’eggwanga bakyatalaaga ebintu ebitali bimi mu kawefube w’okuwenja akalulu akanabatuusa mu ntebe esinga obunene mu ggwanga Ku bano kuliko owa FDc Dr Kiiza Besigye, Owa NRM Yoweri Museveni, Amama Mbabazi, Prof Baryamureeba, Benon Biraaro , Maureen Kyalya n’abalala. Yye John Patrick Amama Mbabazi akubye enkungaana bbiri olwaleero kko n’okuyimirirako mu biwera e Pallisa. Asuubizza okukola…

Read More

Abasoba mu 10 tebavganyiziddwa

Bannakibiina kya NRM 8 beebayiiseemu nga tebavuganyiziddwa ku mutendera gwa palamenti. Ne ba SSentebe 10 nga kati bano balinze kulayira. Ssabawandiisi w’ekibiina kino Justine Lumumba y’alangiridde bino bw’abadde ayogerako eri bannamawulire Kuno kwekuli owe Buyaga West Barnabas Tinkasiimire, Thomas Tayebwa owe Ruhinda North n’abalala. Kati Lumumba asabye ba memba b’ekibiina abawaguzza nebesimbawo ku lwaabwe okussa ekitiibwa mu kibiina babiveemu…

Read More

abasoba mu 70 bawandiisiddwa mu Kampala

File Photo: Nsereko ngava okwe wandiisa omu kulonda okwagwa Mu kampala abantu abasoba mu 70 beebawandiisiddwa okuvuganya ku bifo omunaana ebikiikirirwa mu palamenti. Kuliko omubaka wa kampala, amasekkati ga kampala, Nakawa, Rubaga awava ababiri, kawempe ne Makindye. Omu ku bawandiisizza asinze okwewunyisa buli omu ategerekese nga Bukenya Comas omugoba wa bodaboda agambye nti nabo bakooye okuwerekera ky’avudde yesimbawo.

Read More

Bannamateeka ba Mao batuula obufofofo

Bannamateeka abakiikiridde DP bawaddeyo okwemulugunya kwaabwe nga bawakanya okugana okwuandiisa akulira ekibiina kino Norbert Mao. Mao teyawandiisiddwa kwesogga lwokaano lw’anaakiikirira aba municipaali ye Gulu lwabutaba ku lukalala lw’abalonzi. Bannamateeka ba Mao kati bakulinda eky’okuddamu mu nnaku 7 ezoogerwaako ssemateeka. Bbo nno bannakibiina bakyasobeddwa ku ngeri y’okukwatamu ensonga eno. Omwogezi w’ekibiina Paul Kakande agamba nti ssibakusimbawo Muntu mulala kubanga tewali…

Read More

Abawagizi basatu bafudde

File Photo: Mbabazi nga e Mbale Omuwagizi w’omu ku besimbyeewo ku kya Mawokota South Kiyingi Kenneth Joseph Bbosa azirikidde mu lukungaana lw’ebyobufuzi n’afa. Afudde ategerekeseeko lya musawo jjingo owo ku kyaalo Nabyewanga. Omusajja ono afudde atuusibwa mu ddwaliro e Mpigi nga tekinnaba kutegerekeka kiki ekivuddeko puleesa okumukuba Ate e Kayunga, omuwagizi wa minisita Aidha Nantaba naye afudde oluvanyuma lw’okuwanuka…

Read More

Ebyokwerinda binywezeddwa mu kibuga

File Photo: Amaduuka amagaale nga basubuuzi bekalakasa Ebyokwerinda binywezeddwa mu kibuga wakati nga abaserikale bakuuma ebintu by’abasuubuzi abaganye okwetaba mu kwediima K’okuggala amaduuka gaabwe. Aduumira poliisi ya CPS  Arnold Baguma ategezezza nga abasuubuzi bwebali abeddembe okuggulawo amaduuka gabwe n’abagagala bwebatyo wabula nga tebaagala kavuyo kona mu kibuga. Ekibiina ekitaba abasuubuzi wano mu kampala kyalangiridde akediimo kokugalawo emaduuka gaabwe…

Read More