File Photo: Police nga eteeka omuntu kukabangaali
Omuntu omu afiiriddewo bwakubiddwa awabi mu bbaala n'akalirawo lwa muwala.
Attiddwa ategeerekeseeko lya Kawuma, myaka asatu egyobukulu nga mutuuze ku mwalo e Katebo mu ggombolola y'e Buwama e Mpigi.
Okusinziira kubalabyeko nagaabwe ng'olutalo lubalukawo, bategeezezza nti mukwano gw'omugenzi bwebabadde bagunywa ategeerekeseeko erya Buyinza yasoose kuwanyisiganya bisongovu naye ng'amusaba amuviire ku mukyalawe…
File Photo: Abalwadde mu dwaliro
Kizuuliddwa nga ssemazinga wa Africa bwakyaleebya ku bantu abafa endwadde eziva ku mmere wamu n’omuwendo gw’abantu bangi abafa mu nsi yonna.
Bino bifulumidde mu alipoota y’ekitongole ky’ebyobulamu munsi yonna ekivunanyizibwa ku kutereka obulungi emmere.
Abantu 600 mu nsi yonna bebafa buli mwaka olw’endwadde eziva ku mmere nga kubano obukadde 91 bava mu Africa.
Uganda…
File Photo: Nsereko ngava okwe wandiisa omu kulonda okwagwa
Nga abesimbyewo ku bukiise bwa palamenti wano mu Kampala n’ewalala batandika kampeyini zaabwe olunaku olwaleero, abatawaddeyo pulogulamu za kampeyini zaabwe basabiddwa obutageza kutandika kukuba kampeyini.
Akulira ebyokulonda wano mu Kampala Charles Ntege, ategezezza nga abesimbyewo bangi mu kampala bwebatasisinkanamu kakiiko kabyakulonda okuwaayo enteekateeka zaabwe kale nga kimenya mateeka…
File Photo: Mbabazi ngali mukalulu
Munnakisinde kya Go Forward nga yesimbyewo ku bukulembeze bw’eggwanga Amama Mbabazi asazizzamu enkungaana ze mu disitulikiti y’e Buvuma.
Mbabazi abadde wakukuba enkungaana 2 olumu e Buvuma ne Buikwe nga kati asigazza Buikwe wokka.
okusinziira ku nteekateeka empya Mbabazi wakukuba olukungaana lwe olusooka ku kisaawe kya UEB mu tawuni ye Njeru wabula nga abadde…
Kaliisoliiso wa gavumenti asomozezza abantu bonna abalina amawulire ku bannabyabufuzi abagulirira abalonzi bagaweeyo eri poliisi babanonyerezeko.
Bino webijidde nga waliwo okwemulugunya ku bannabyabufuzi abagulirira abalonzi n’ebintu ebikalu wamu n’ensimbi nga betegekera akalulu ka 2016.
Kati kaliisoliiso Irene Mulyagonja agamba yadde nga wabaddewo okwemulugunya mu mikutu gy’amawulire tewali kuloopa kutongole kwakoleddwa kale nga kizibu okubalondoola.
Agamba kati ofiisi ye…
File Photo:Robot nga bajanjulidde abantu
Gavumenti ya America eriko ebikozesebwa by’egemulidde amaggye ga kuno okulwanyisa obutujju.
Mu bino mulimu ebyuma bi kalimagezi enkola ya roboti.
Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa ekitebe kya America kuno, ebyuma bino ebibalirwaamu akawumbi kamu mu obukadde 3000 byakuyamba okunyweza ebyokwerinda mu ggwanga
Roboti eyogeddwaako nti esobola okutegulula bbomu zi lwasa mayinja n’emirimu emirala omuli okuwalampa amadaala…
File Photo: Museveni ,Mbabazi ne Besigye
Akulira eby’okulonda mu disitulikiti ye Masaka alabudde abasunsuddwa okuganya bubaka bwa palamenti obutatandika kampeyini ngobudde tebunatuuka.
Nathan Nabasa agamby abamu batandise dda atenga tebanakaanya naku ngeri kampeyini gyezirina okukwatibwamu.
Ategezezza nti kino kimenya mateeka nasaba bonna okuleeta entekateeka zaabwe mu butongole obutasukka ku Bbalaza.
Abantu 18 bebakaksiddwa okuvuganya ku biffo byokukiika mu palamenti…
File Photo: Abed Bwanika owa PDP ngali mukalulu
Eyesimbyewo kubwa namunigina okuvuganya kubwa president professor Venacious Baryamureeba akyusizza mu nkola yokunoonyamu akalulu okuva ku nkola yokukuba enkungaana.
Ono kati abantu abalumba mu bifo gyebakolera, nga kino kyalabiddwako ngali e Kyenjojo, Kabarole, Ntoroko nemu districts ye Bundibugyo.
Bwabadde ayogerakop ne banamawulire mu woteeri ya Tooro royal cottages mu Kabuga…
File Photo: Mbabazi ngali mukalulu
Emikolo gy’okukuza nga bwegiweze emyaka 2 bukyanga Kyabazinga wa Busoga Gabula Nadiope alondebwa giyimiriddemu oluvanyuma lw’eyali ssabaminisita Amama Mbabazi okujabuulira
Mbabazi yayimirizzaamu kampeyini ze okusooka okwetaba ku mikolo gino kyokka nga gibadde gikyagenda mu maaso, n’asituka okweyongerayo ne kkampeyini ze .
Abantu ababadde ku mikolo naddala abavubuka olumulabye ng’ayimuka nebamugoberera ekikyankalanyizza emikolo
Emikolo gino…
File Photo: Omusajja atulugunya abakazi
Mu ggwanga lya Bungereza, omusajja eyefuula nti alina amaanyi g’ejawulo n’akozeesa akakisa kano okukaka abakyala omukwano gumusse mu vvi
Aravindan ow’emyaka 75 yatulugunya nga abagoberezi be ate nga yye muwala we eyali awakanya by’akola yamuggalira mu nju okumala emyaka 30 okwo kw’ossa n’okumutulugunya.
Ono asingisiddwa emisango gy’okukwatirira abakyala, okubakaka omukwano, okubatulugunya n’okubatusaako obulumi
Omusajja…