Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Emisinde gy’amazalibwa ga Kabaka gyengedde

Ssentebe w’enteekateeka z’emikolo gy’amazaalibwa ga Kabaka ow’ekitiibwa Apollo Nelson Makubuya ategeezezza nti emisinde gino Ssabasajja yasiimye okugisimbula ku ssaawa 12 ez’okumakya ga April 10, 2016. Abanadduka embiro empanvu baakuyitira ku wankaaki w’Olubiri, baabo ku luguudo Kabakanjagala,bayite e Bulange bagwe ku Balintuma Rd, Nakulabye, Kira Road Poliisi, Lugogo By-pass, ewa Mukwano, Kibuye, Lubiri Ring Road bayingire Olubiri. Wabula…

Read More

Omuserikale bamutemyetemye

Ono agamba nti akavuyo konna kaatandise , ekibinja ky’abalumbaganyi bano 7 bwebazinzeeko poliisi ye Kidodo nebatematema omuserikale  Godfrey Kasimba  nebamutta, tebaakomye okwo nebatwala emundu n’amasasai 30,wabula munne eyasimatusse Patrick Twaha  natako omu , kko nokulumya omulala. Bino bigidde mu kaseera nga e Bundibugyo nayo kyedomola , era nga omuwendo gwabantu abakafa tutegeezedwa nti bawezze 11. Aduumira poliisi…

Read More

Abaakafa e Buliisa baweze 24

File Photo: Abantu nga balaba abafuridde mukulwanaga Agava mu district ye Buliisa galaze nga omuwendo gw’abantu abafiride mu Nyanja Albert oluvanyuma lw’omuyaga  okuyita mu kitundu kino bwebaweze 24, songa amaka agaatikudwa gali 600 omuyaga ogwamaanyi gwayita ku myalo nga Butyaba, Walukuba, Nyahuka, Bugoigo ne Sontyo, okukakana nga abantu abaali batambulira ku nyanya bagudemu , songa n’amayumba agaali…

Read More

Kaliisoliiso wa gavumenti yetaaga obuwumbi 3

Oluvanyuma lwabakenuzi okweyongera mu uganda,kati kalisoliso wa gavumenti ategeezeza nga bweyetega okuwebwa obuwumbi 3 okutondawo akakundi akananoonyereza ku misango egyenkizo Bino gyogeddwa kalisoliso wa government Irene Mulyagonja bwabade alabiseeko mu kakiiko ka palamenti  akakola ku by’amateeka. Ono agamba nti zino ensimbi okusinga zigenda kukozesebwa mu kuwandiisa abakugu 38 abanakola emirimo gino, nga kwogasse n’okugula ebyuma eby’ekikugu ebimala  

Read More

Okulwanagana mu mawanga ku e bundibugyo

E  Bundibuygyo abantu 5 b’afudde oluvanyuma lw’okulwanagana mu mawanga okuddamu. kuno  okusinga kubaddde mu bitundu nga Ngamba, Ntotoro ne Kasitu. Twigedeko ne nomubaka wa president mukitundu ky’eno Geofrey Mucunguzi natutegeeza nti kuno okulwanagana kubade  wakati wa Bamba n’abakonzo. Mu batiddwa nti kubaddeko  omwana ow’emyaka 12 , nga ono abamusse bamutemyetemye ebijambiya Mukaseera kano police eyiiridwa mu kitundu kino okuzza…

Read More

Namukadde asobezza ku mwana mu Kabuyonjo

Poliisi ye Mukono eriko namukadde ow’emyaka 70 gw’ekutte lwakusobya ku kawala ak’emyaka 9 keyazindukirizza mu kabuyonjo. File Photo: Police nga ekola ogwayo Rusokye omutunzi w’engatto  nga mutuuze ku kyalo  Namuyenje, kigambibwa okuba nti yalondodde akawala kano okutuuka mu kabuyonjo n’akagagambula obumuli. Maama w’omwana y’awulidde amaloboozi agalajana mu papusika n’ayita banne nebakwata sseduvuutu ono.   Akulira okunonyereza ku misango ku poliisi…

Read More

Eyasobezza ku mwana yetuze

  Mu disitulikiti ye Gulu omusajja eyasibiddwa olw’okusobya ku kizibwe we yetugidde mu kaduukulu ka poliisi e Gulu.   Omugenzi ategerekese nga  Patrick Oweka 22 nga y’agaliddwa lwakutunuza kizibwe we ow’emyaka 17 mu mbuga y’omulabe lusifa.   Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Aswa Jimmy Patrick Okema ategezezza nga omugenzi bweyakozesezza empale ye gyeyawanise ku mulabba neyetuga nga atidde okuwangalira…

Read More

Ab’eddembe ly’obuntu bakukulumidde gavumenti ku kya ssente

  Akakiiko akalwanirira eddembe ly’obuntu kemulugunyizza ku kya gavumenti okulwangawo okukasindikira ensimbi z’okutambuza emirimu. File photo: Ababaka ba Palimenti Bw’abadde alabiseeko mu kakiiko ka palamenti ak’ebyamateeka, amyuka ssentebe w’akakiiko Katebalirwa Irumba Amooti  ategezezza nga ensimbi zino bwezijja ekikerezi kale nga kizingamya emirimu gyabwe.   Anyonyola nti mu mbalirira y’omwaka gwa  2015/2016 , gavumenti yabasuubiza obuwumbi 13 naye n’okutuusa kati bakafunako…

Read More

Abaakafa e Buliisa baweze 6

Omuwendo gw’abantu abakafiira mu muyaga gw’e Buliisa gulinye okutuuka ku bantu 6. Omuyigo gw’abalala gukyagenda mu maaso nga era poliisi ye Kampala kati y’eyambako ey’eBuliisa okulaba nga bazuula abalala. Aduumira poliisi ye Buliisa  John Rugira ategezezza nga bwebazudde omulambo gwa  Alex Baguma okuva ku mwalo gwe  Butiaba sso nga emirambo 3 bagizudde ku mwalo gw’e walukuba. Kati omwogezi…

Read More

Byandala omusango gumuyinza

  Eyali minisita w’ebyenguudo  Eng Abraham Byandala  kitegerekese nga bw’ayagala bw’alina ekigendererwa ky’okukiriza omusango ogwekuusa ku kubulankana kw’obuwumbi 24  mu kuzimba oluguudo lwe Nyanga Katosi e Mukono.   Munnamateeka wa Byandala Nsubuga Mubiru y’ategezezza omulamuzi wa kkooti ewozesa abakenuzi Lawrence Gidudu ku nteekateeka eno.   Wabula enteeseganya wakati wa Kaliisoliiso wa gavumenti n’omuvunaanwa omulala Joe Ssemugooma eyali akulira eby’ensimbi tezinavaamu…

Read More