File Photo: Fred Enanga
Poliisi ye Mpondwe kumpi n’ensalo eyawula eggwanga lya Uganda ne Congo eriko abateberezebwa okubeera abayeekera ba ADF bekutte nga babadde bagezako okusala nga badda mu Congo.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba bano bebamu ku bemulugunya lwaki munna FDC teyawangudde kalulu k’obwapulezidenti.
Enanga agamba bano baawandikibwa Yasin Nsubuga omutuuze we Nateete nga…
File Photo: Obubizi ku State house eNakaseero
Waliwo abantu abatanategerekeka abasudde obubizzi kumpi kumpi n’amaka g’omukulembeze w’eggwanga wali e Nakasero.
Obubizzi buno bubadde mu bookisi .
File Photo: Abavubuuka nga bekalakasa
Waliwo ebibinja by’abavuba ebyenjawulo ebyesamudde enteekateeka z’okwekalakaasa wano mu Kibuga Kmapala mu kuwakanya ebyava mu kulonda okwakaggwa.
Abavubuka bano abasoba mu 700 nga begatira mu kibiina kyabwe ekya Mwoyo gwa Uganda ogutafa, Zaabike Emipiira ne black Mamba wamu nebamalaaya bagamba nti waliwo bannabayabufuzi ababadde babasendasenda okwetaba mu bikolwa bino.
Abavubuka bano bagamba tebaagala kiyiwa…
File Photo: Abavubuuka nga balonda
Okulonda kw’abakiise b’abavubuka mu palamenti kutandise mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo.
Ebitundu ewakubibwa akalulu kuliko Kabarole nga eno ab’obugwanjuba gyebalondedde, mu bukiika kkono balondedde Gulu sso nga ab’amassekati bali Masaka.
Wabula omwogezi w’akakiiko k’ebyokulonda Jotham Talemwa agamba ssibakulonda mu buvanjuba bw’eggwanga olw’ensonga ez’enjawulo zebakyakolako.
File Photo: Abakoozi nga bali ku gyabwe
Ebibiina ebigatta abakozi bitiisizza okuwawabira akakiiko k’ebyokulonda obutafaayo ku ky’okulonda ababaka b’abakozi mu palamenti.
Ebibiinan bino bigamba tebiraba bigobererwa mu kulonda babaka bano kale nga bandidukira mu kkooti.
Kati ssentebe w’ekibiina egitatta ebibiina by’abakozi byonna mu ggwanga Usher Wison Owere agamba ab’akakiiko k’ebyokulonda balina okuvaayo nebenyonyolako awatali ekyo bagenda mu kkooti.
Wabula…
File Photo: Lukwago ngali mu yafiisi ku Kcca
Loodi meeya wa Kampala Erias Lukwago asuuubizza okukolera bannakampala mu kisanja kye kino ekijja ekitaali mu kisanja ekiwedde.
Lukwago yali tannabugumya na ofiisi ba kansala nebamugyamu obwesige nga bagamba nti emirimu gyali gimulemye nga akozesa bubi ofiisi ye.
Kati amangu ddala nga yakalangirirwa, Lukwago y’aweza okusasula bannakampala obudde obwayononeka wabula…
File Photo: Ekiffo ekilondelwamu nga kikalu
Eyakwatidde ekibiina kya FDC bendera ku bwa meeya we Masaka mwenyamivu olw’abantu abatono abetabye mu kulonda.
Godfrey Kayemba Afayo nga era ye meeya wa Masaka mweralikirivu nti eno yendiba entandikwa ya bannayuganda okuviira ddala ku by’okulonda.
Kayemba agamba kibi nti abalonzi bebalamye n’okulonda kw’abakulembeze baabwe abaawansi sso nga bebabali okumpi nga babatuusako…
File Photo: Abantu mukoti
Omulamuzi w’eddaala erisooka e Masaka asuubirwa okutandika okuwulira omusango ogwawaabwa abawakanya abyalangirirwa ku kifo ky’omubaka wa Bukoto East.
Munna NRM Dr Abdullah Nkoyoyo nga y’wangulwa yawawabira akakiiko k’ebyokulonda wamu n’eyamuwangula Florence Nmayanja nti baamubba.
Okusinziira ku byalangirirwa akulira eby’okulonda e Masaka Nathan Nabasa, munna DP Florence Namayanja y’awangula n’obululu 16,168 ku bwa Nkoyoyo 15,775.
Eyesimbyewo…
File Photo: Abavubuuka nga beziiza ekifo webalondera
Gavumenti ebakanye ne kawefube w’okusomesa obubinja bw’abavubuka okwewala okukozesebwa banmnabyabufuzi okwetaba mu kwekalakaasa okutatadde.
Ssabawandiisi w’ekisinde ky’abavubuka ekya Zabike Empiira Isaac senabulya agamba gavumenti kati etunulidde abo abetabye mu bikolwa by’efujjo nga okulonda kwakaggwa.
Agamba ekyetagisa ye gavumenti okufuba okulaba nga abavubuka bafuna emirimu bave mu by’okwekalakaasa naddala abatalina mirimu.
Nga wakayita olunaku lumu lwokka nga Erias Lukwago kyajje addemu okulondebwa ku bwa loodi meeya, minisita wa gavumenti ez’ebitundu mu gavumenti eyekisiikirize Betty Nmabooze ayagala ab’ebyekikugu bakwatagane bulungi n’omuloodi.
File Photo: Nambooze ngali ne Besigye
Myaka esatu enjuyi zombie babadde bawalagana ekisanyalazza emirimu mu bukulembeze bwabwe.
Nambooze agamba bwekiba nti Lukwago ne Jeniffer Musisis tebasobola kukwatagana, Musisis akyusibwe…