ENTEBBE
Bya Samule Ssebuliba
Entebe nate waliwo omukazi omulalal atiddwa mu buk mbwe, nga kati ono awezeza omuwendo gwabakazi 7 abakatibwa mu kitundu kino mu banga lya myezi 2 gyokka, ate mu mbeera yeemu nga basooka kusobezebwako.
Atiddwa ye Aisha Nakasinde owe myaka 35 , ng'omulambo gwe gusangidwa ku kyalo Kavundira mu Katabi town council.
Omwogezi wa poliisi mu…
Bya Damalie Mukhaye
Alipoota efulumizidwa Ministry yeby’obulamu eraze nti obulwadde bwa mukenenya bukyali wagulu mu bakyala bw’ogerageranya n’abasajja.
Okunoonyereza kuno kwakolebwa mu mwaka gwa 2016 nga kulaze nti mukenenya mu bakyal atuuse ku bitundu 7.5%, atenga mu basajja akyali ku bitundu 4.3%.
Bwabadde ayogerako ne banamawulire minister webyobulamu Jane Ruth Aceng agambye nti mu Uganda yonna kati mukenenya…
Bya Abubker Kirunda
E Kamuli ku kyalo Buwanume waliwo omusajja akubiddwa emigo nafa nga bamulanze kubba nkoko.
Omusajja ono atanamanyika manya ge asangiddwa ngatiddwa nga'teredwako enkoko wagulu ngakabonero akagala nti abadde mubbi.
Ayogerera police Michael Kasadha agambye nti omulambo gwono gusangidwako ebiwundu ebyamaanyi, wabula tewali muntu yenna nga yakwatiddwa.
Bya Samuel Ssebuliba
Police etegeezeza ng'okweyongera kw’emisango egy’okusobya ku baana bwekuvudde bulagajavu bwabazedde mukaseera kano abatakyafaayo kubaana baabwe abobuwala .
Bino webigidde nga omuze gwokusobya ku baana naddala abatenetuuka gyeyongedde, okusinga nga gikolebwa abenganda babaan benyini.
Twogedeko ne Rose Nalubega akola ku kunonyereza ku misango egyokusobya ku baana ku kitebe kyabambega e Kibuli nagamba nti egisinga ku misango…
KOOTI
Bya Ruth Anderah
Omusajja ow’emyaka 35 kooti emusingisiza omusango gw’okusobya ku mwana ow’emyaka 8 mu kabuyonjo.
Aine Raymond asimbiddwa mu kooti enkulu mu maaso g’omulamuzi Wilson Kwesiga namusingisa omusango oluvanyuma lw’okwekenenya obujulizi nakizuula nti kituufu ono yatuusa ku mwana ogwabuliisa manyi.
Kooti ekizudde nti omwana ono yali agenze kusena mazzi ku tanka mulisa manyi ono gyeyali akolako naye…
Bya Shamim Nateebwa
Abaana 2 banyigga biwundu oluvanyuma lwokwokebwa nyabwe nga entabwe evudde ku Kitabwe butalekaawo nsimbi zawaka.
Shirat Namatovu owemyaka 28 nga mutuuze mu Koona Zooni e Kawempe ayiridde mutabani we Milrez Okwengera owemyak 3, ne muwala we Swabulah Agutu 4, amafuta n’abakumako omuliro ng’obusungu bwavudde ku bba Benard Wandera obutamulekera ssente za ka mmeeza ez’okugula…
MULAGO
Bya Shamim Nateebwa
Ekitongole ekiwooza bwekikyalemedde ekyuma ekigenda okukalirira kookolo, nga kino kibaddde kirina okukwasibwa ministry ye'by’obulamu amakya ga leero.
Dr Jackson Orem akulira eddwaliro erya Uganda Cancer Insititue agambye nti ensobi yakolebwa bali abaakola ekyuma kino bwebabusa amaaso eky’okukola ku zimu ku mpapula ez’omugaso, wabulanga kino batandise okukyekolerako nga ministry.
Kinajukirwa nti kino ekyuma kyagulibwa kubuwumbi 2.700 eza…
MITAYANA
Bya Magembe Ssabiiti
Omuddumizi wa police mu gwanga Gen Kale Kayihula ayimiriza omwogezi wa police atwala etundutundu lya Wamala Ochom Nobert ku mulimu oluvanyuma lwa'batuuze okumwemulugunyako.
Gen Kayihula okukola kino abadde akyedeko mu district ye Mityana gyasisinkanidde abatuuze nabakulembeze mu kitundu kino okwekenenya enkola ya police .
Kati eno abatuuze gyebamusabidde okutwala omwogezi wa police Ochom Nobert olwengeri…
KYANKWANZI
BYA ANDREW BAGALA
Police ebakanye nokunonyereza ku ngeri abaana okuva mu nnyumba emu gyebasirikidde mu muliro, mu Kabuga ke Butemba mu distrct ye Kyankwanzi.
Abaana bano bafudde mu budde bwekiro ekisezza olwaleero.
Omwogezi wa poliisi mu kitudu kya Wamala Norbert Ochom ategezezza nti okunonyererza kugenda mu maaso wabulanga batebereza nti omulir gwavudde ku kasubbaawa akabadde kayaka.
Abagenzi kuliko Hassan…
MULAGO
Bya Shamim Nateebwa
Eddwaliiro ekulu e Mulago litubidde nomusajja atemera mugyobukulu nga 47 nomusumali inch mukaaga ogwamukubidwa mu mutwe.
Ono aletedwa muziira kisa owa boda amusanze mu kubo mubitundu bye Kawempe kyokka mu kiseera kino tayogera ng’abasawo bali mu ntekanteeka zakumulongoosa waddenga abantu be babadde tebanamanyika.
Kati guno mulundi gwakusatu mu bbanga eriyise omuntu okulabikako ku ddwaliro e…
