Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Kamoga Na’balala 3 Babasibye Mayisa

KOOTI Bya Ruth Anderah Kooti enkulu ewuliriza emisango egya naggomola The International Crimes Division High Court esindise eyali akulira ab-tabuliqu mu gwanga Sheikh Yunus Kamoga ne Muganda we Multabh Bukenya nbalala 2 Sheikh Siraje Kawooya ne Fahad Karungi mu kkomera obulamu bwabwe bwonna. Abalamuzi Ezekiel Muhanguzi, Percy Tuhaise ne Jane Kiggudu aba 4 bano bagambye nti baali bakulembeze…

Read More

Eyalwadde Nebatamufaako Yetuze

Bya Shamim Nateebwa Entiisa ebutikidde abatuuze be Gangu mu zooni ya Kimwanyi omusajja abadde akola obwamakanika mu Galagi e Katwe bweyetuze oluvannyuma lwokulwalira ebanga eddene nga talina amufaako. Omugenzi ategerekese nga John Sserwanja owe myaka 35 nga mu kiseera kino Polisi ye Kibiri nga enkulembedwamu ajitwala John Gavin omulambo agututte emulago era navumirira ekikolwa kyokwetugga.

Read More

Kamoga Na’balala 5 Gubamezze

KOOTI Bya Ruth Anderah Eyali akulira aba-Tabliq Sheikh Yunus Kamoga nabantu abalalal 5 bwebabadde bavunanibwa okutta abakulembeze babayisraamu basingisiddwa emisango gyobutujju. Abalala 5 kuliko Muganda wa Shekh Kamoga, Multaph Bukenya, Sheikh Siraje Kawooya, Abdul Salam Ssekayanja, ne Fahad Kalungi. Bano basingisiddwa emisango mu kooti enkulu ewozesa ba kalintalo nabatujju, wabula gyo emisango gyobutemu kooti bonna 14 ebejjerezza. Bano okubasingisa emisango…

Read More

Kattikiro Alabudde Abasajja ku Kulaama

MENGO Bya Shamim Nateebwa Kaitikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga azeemu okujukiza abakulembeze bonna ku mitendera egy’enjawulo okuteeka essira ku byobulimi  Uganda bweba yakuvunuka olukokobe lwobwavu mu kaseera kano mweri. Katikiro bino aby’ogogeredde wali mu lukiiko lwa Buganda e mengo, nga luno lugenderedwamu kw’ebulirira ku kwogera kwa ssabasajja kabaka okwaliwo sabiiti ewedde okwomulundi ogwa 25. Owembuga agambye nti eby’obulimi mu…

Read More

Abayisiraamu basabira Bakulembeze Baabwe Kooti Begenda Okulamula

Bya Ruth Anderah Abayisiraamu Basaba Kooti enkulu ewulira omusango gwabantu 14 abavunanibwa ogwokutta abakulembeze babayisiramu essaawa yonna egenda kuwa ensala yaayo ku musango guno ogumaze emyaka kyenkana 3 okuviira ddala mu 2014. Ebbanga ttono emabagekao abalamuzi batuuse, nebakalira eranga ennamula yaabwe yakuweebwa akawun geezi kano. Solomon Muyita akola ku byamawulire mu kitongole ekiramuzi ytegezezza nti basazeewo omusango guno okuggujulula…

Read More

Akubye Mukyala we Lwa’kubuza Bupiira Kakuuma Bulamu

LUUKA Bya Opio Sam Caleb Mu distrct ye Luuka ku kyalo Irongo waliwo ssentebe we kyalo akidde mukyala we n’amukuba embooko ezituuse n’okumwossa omuliro ng'ensonga z’akubuza bupiira bwe bukakuuma bulamu bwaludde ebanga ngakuuma. Richard Wandera nga ono yakola kukunonyereza kubuzzi bwemisango ku police yeeno agamba nti omusajja ono Moses Kayima yakomewo ewaka nalumba mukyalawe  Egulansi Namulondo namukuba ebitagambika bweyakizudde…

Read More

Omukuumi Attiddwa

KYEBANDO Bya Shamim Nateebwa Poliisi ye Kyebando ku njegoyego za Kamapala yabakanye dda nomuyiggo ku batemu abasse omukuumu. Ettemu lino lyabadde mu Camuka Zone e Kyebando ku luguudo lwa Northern By Pass ngoluvannyuma omulambo gwe gwasuliddwa ku nkulungo y'e Kyebando. Inocent Omio owemyaka 26 abadde omutuuze w'e Kisalosalo e Kyebando ng'abadde mukozi mu kitongole kyobwananyini ekikuumi ekya, Alert Security…

Read More

Omumyuka wa Muft, Alambudde Eddwaliro lya SK Mbuga

Bya Shamim Nateebwa Omumyuka wa Muft wa Uganda asooka Sheikh Abdallah Ssemmambo akubirizza abavubuka abalina ku ssente okuzikozesa obulungi nga bazissa mu bintu ebikalu ebirabwako ate ebisobola okuzza amagoba okusinga okuzoonoonera mumasanyu. Sheikh okwogera bino abadde ku ddwaliro ly'omugagga SK Mbuga gye yamuyise okumulambuza omulimu gw'akoze e Makindye Lukuli mu Kawempe zooni. Sheikh atenderezza omulimu omugagga SK Mbuga…

Read More

Eyabbye Enkota Ye Ttooke Bamusibye Emyaka 5

LYANTONDE Bya Malikih Fahad Omulmuzi we ddaala erisooka mu kooti ye Lyantonde aliko omusajja owemyaka 45 gwasibye mu kkomera emyaka 5 lwakubba nkota za ttooke. Didasi Nayebale asingisddwa omusango gwokubba enkota zamatooke 2, geyabba okuva ku Magrate Nalunkuma omutuuze we Lyantonde. Omulamuzi Tadeo Muyinda, akitegeddeko nti Nayebale yalumba olusuku lwa Nalunkuma nabbamu amatooke, agabalirirwamu emitwalo 3.

Read More

Aba UPDF Abakubye Omubbi wa Sseminti Babakutte

POLICE Bya Samuel Ssebuliba Police mu Kampala etegezezza nga bwekutte abajaasi ba UPDF babiri nga bateberezebwa okudda ku muvubuka  Rogers Waiswa nebamukuba emigo egyamusse nga bamutebereza okubba cemment ku kizimbe kyebabadde bakuuma wali e Mutungo. Abakwatidwa kuliko Rogers Kasigazi ne Shaban Musinguzi, nga bano kigambibwa nti bebakutte omuvubuka ono nga yetisse ensawo ya cemnt, kyoka mu kifo kyokumutwala…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play