Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omwana Asse Kitaawe lwa Ttaka

MITYANA Bya Shamim Nateebwa Omwana asse kitaawe lwa nkyana za ttaka. Henry Lukenge ow’e Kikindu mu ggombolola y’e Ssingo mu disitulikiti y’e Mityana atemye kitaawe, Lawrance Walugondo myaka 60. Kikigambibwa nti, Walugondo aludde ng’agugulana ne Lukenge ku nsonga z’ettaka lino kyokka bulijjo ensonga bazimalira mu kakiiko ka LC I. Ku mulungi guno, Lukenge yalumbye kitaawe ng’abagalidde ejjambiya mu kirombe gy’akubira…

Read More

Abasomesa 7 Bakwatiddwa Lwakukuma Muliro mu Bayizi

BUKOMANSIMBI Bya Malikih Fahad Police e Butenga  wano mu  Bukomansimbi  ekutte abasomesa 7 nga bano ebalanze kugezaako kukunga baana ba somero nebagenda balumbe banabwe. Abakwatidwa  basomesa ba Efukanensi Memorial Primary school  erisangibwa  kku kyalo  Kisiita Abakwatidwa kuliko Innocent Mitanda  akulira essomero lino, Robert Mudenya, Steven Kiyimba ,Javira Kawooya nabalala nga bano kigambibwa nti bano baakunze abaana be simero lyabwe…

Read More

Eyali Omukulu wa UBC bamuzizaayo e Luzira

Bya Ruth Anderah Eyaliko akulira UBC Paul Kihika  nate azeemu nasindikibwa ku alimanda e Luzira, nga ono alangibwa  gwakuwa police mawulire makyamu. Kinajukirwa nt ku lunaku lwa Monday sabiiti eyo ewedde yakirizibwa okw’eyimirirwa  okuva mu kooti ewozesa abalyake,kyoka nazibwaayo e Luzira kubanga yali akyalina omusango ogw’okuwa police amawulire amakyanyu, era nga leeroo guno gwabadde awerenemba nagwo mu…

Read More

Avunanibwa Okutta Kaweesi Nate Arumirizza Poliisi

Bya Ruth Anderah Omu kubasajja 24 abavunaibwa ogwokutte eyali  ayogerera police Andre Felix Kaweesi bwazeeu okulumiriza police nga bweyatulugunyizibwa mu kaduukulu ka police. Bano amakya ga leero nate bazeemu nebalabikako mu maaso gomulamuzi wa kooti eno e Nakwa Noah Ssajabi owonmgera okumanya okunoonyereza ku musango gwabwe w’ekutuuse Tutegeezeddwa nti omu kubavunanwa Gibril Kalyango  ategeezeza omulamuzi nti nga ali…

Read More

Ministry Ekakasizza Okubalukawo kwa Mulangira

Bya Shahim Nateebwa Ministry yeby’obulamu ekakasizza okubalukawo kwerirwadde kya Mulangira mu gwanga, nga kisensede divison 5 eza Kampala, ne distrct ye Wakiso. Mukiwandiiko ekiwerezeddwa Professor Anthony Mbonye akulira eby’obujanjabi ebisokerwako mu ministry yebyobulamu, abantu 67 bebakazuribwa n’ekirwadde kino nga ku bano 7 bakebeddwa nebakasibwa nti balwadde. Kinajukirwa nti obulwadde buno okusinga bukosa nnyo abaana abali wansi womwaka  ogumu. Kati…

Read More

Afudde Nga Yakalonda, Omulala Azadde No’lubuto Luvuddemu

Bya Sam Ssebuliba Abalonzi baguddemu ekyekango omusajja bwamaze okusuula akaululu ke nanogoka nagwa nafa. Bino bibadde ku ssomero lya Lela Primary School mu ssaza lya Kisumu mu gwanga lya Kenya wakati mu kulonda okugenda mu maaso. Patrick Atindo asoose kugwa, wansi naddusibwa mu ddwaliro lya Ahero, ngono asoose kukaaba nga bwalumizibwa mu kifuba. Mutabani wa namukadde ono Silvanus Ouma,…

Read More

Poliisi Ya’kulondoola Aba’kwasisa Amateeka mu KCCA

KAMPALA Bya Damalie Mukhaye Minister omubeezi akola ku nsonga za Kampala omukyala Ben Namugwanya ategeezeza nga bwagenda okufuna abaseriikale bayambeko okulanga bakalabalaba babakwasisa amateeka aba KCCA. Bano okuvaayo kidiridde abakwasisa amateeka ba KCCA okugoba omukyala omutembeeyi , okukakana ng'agudde mumwala gwe Nakivubo naafa. Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire, minister Namugwanya agambye nti kebakitegedeko nti police erina obukugu bwonna, basazeewo…

Read More

Mutabaazi Avumiridde Ebyo’kuziika Abaffu mu Sseminti

LWENGO Bya Gertrude Mutyaba Sentebe wa district y’eLwengo George Mutabaazi alabudde abantu abaziika abaffu mu ntaana. Mutabaazi abadde ayogerako nabantu be nategeeza nti entaana eziteereddwamu seminti nti zonoona obutonde bw’ensi. Mutabaazi agamba nti ettaka liweddemu obugimu lw’abantu abegumbulidde omuze okuziika abafu mu ntaana.  Kati akoze ekiraamo nti yye tabamuzxikanga mu ssementi.

Read More

Omuyizi Bamukutte Afera owa Mobile Money

BUIKWE Bya Ivan Ssenabulya Police wano e  Buikwe ekutte omuvubuka  asoma eky’omusanvu ku  Nawanende Bright College e Kamuli , nga ono alangibwa gwakusasanya sente za bicupuli Omukwate wa myaka 18 omutuuze we Kasambira, nga ono kigambibwa nti yanyaga  Faridah Namunsuswa  owa e Kasanje  mu  Njeru Municipality, nga ono yamulimba nti alina amaanyi agakyusa sente nezifuuka enyingi okukakana nga…

Read More

11 Bakwatiddwa Lwabutasoma

LUUKA Bya Ababubaker Kirunda Abaana Bakwatiddwa  Ate bwetugendako e district ye Luuka ab’obuyinza bakutte abaana 11 nga bano babalanze kugaana kugenda ku masomero nebadda mukutema ebikajjo Bano bakwatiddwa mu gombolola ye Bukoma , era nga abasing kubano babade wakati we myaka 12-18 Ekikwekweto ekikutte bano kyakulemebedwamu ssentebe wea LC3 chairman Benon Ngobi, nga ono atutegeezeza nti bano bagiddwa mumasamba gebikaojjo…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play