Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Okugema abaana kwongezedwayo

Bya Moses Ndaye, Minisitule ye by’obulamu eyongezayo okugema kw’endwadde za Mulalama, Olukusense ne Rubella mu disitulikiti okuli Kampala Wakiso Mukono ne mu bitundu bye Karamoja. Minisita atwala ebyobulamu Dr. Jane Acheng agamba nti basazeewo okwongezaayo omulimo guno oluvanyuma lwagamu ku masomero mu disitulikiti zino abasawo obutagatukamu Ate mu bitundu by’e Karamojja nnamutikwa wenkuba abadde afuddemba atataganyiza okugema…

Read More

Akawuka kasirimu keelalikiriza ab’eby’obulamu

Bya Shamimu Nateebwa, Omuwendo gwa bannauganda abakwatibwa akawuka kamukenenya buli mwaka abakugu battidemu nti gwandirinya okutuuka ku bantu emitwalo 340,000 wetunatukira mu 2025 okuva ku mitwalo 5 mwenkumi 2000 bwebaali mu 2016. Okusinzira ku Dr Daniel Byamukama,akulira ebyokutangira akawuka ka mukenenya ku  Uganda Aids Commission,akawuka akasasanya ekirwadde kya mukenenya okukalinyibwa kunfeete bingi ebyetaaga okukolebwa Ayogerako nti wetaaga…

Read More

Bebagoba kuttaka balagyanidde pulezidenti abayambe

Bya Prossy Kisakye, Abatuuze ku kyalo Kasijjagirwa Kigamba mu district y’e masaka gebakaaba gebakomba oluvanyuma lw,okulumbibwa ekibinja kyabantu nebatematema ebirime byabwe kko saako okukoona enyumba zaabwe. Okusinzira ku batuuze Kitegerekese nti entabwe evudde ku nkayana z’ettaka eriwerako yiika mukaaga nga bagamba nti lyali lya Jjaaja bwe Luuka Kulima eyalisengako mu myaka gye 30 kyokka oluvanyuma lw’okufa…

Read More

Abatuuze balagyanidde gavumenti ebayambe ku bbula ly’amazzi

Bya Prossy Kisakye, Abatuuze b’e Bugambakimu mu gombolola y’e Kito mu District y’e Nakaseke balagyanidde gavumenti okubaddukirira ku kizibu ky’amazzi. Abatuuze batutegezeza nti endwadde naddala embiro ebasseemu abantu abawera kyokka nga ne kolera akyabagoya olw’amazzi ge bakozesa obutaba ga mulembe. Bano okwogera bino babadde basisinkanyemu omukubiriza w’olukiiko lw’abavubuka ba Buganda Allan Mayanja Ssebunya, eyabasakidde nayikonto okugira nga…

Read More

Munnamateeka eyakubwa ku by’essimu afudde

Bya Prossy Kisakye, Poliisi ekakasiza okufa kwa munnamateeka eyakubibwa abatuuze e Mutungo kunjegoyego z’ekibuga a Kampala oluvanyuma lw’okumutebereza okuba omubbi w’essimu. Amyuka omwogezi wa police mu Kampala ne miriraano Luke owoyesigire ategezeeza nti omugenzi ye Peter Kibirango nga yali agenze kugyayo sente ku mobayilo manne wabula mu kuvaayo nasitula essimu eyali eriranye ccajjaye mu butali bugenderevu…

Read More

Ekitongole ekiramuzi kyesamudde ebyayogedwa ku Bamwine

Bya Benjamin Jumbe, Ekitongole ekiramuzi kivudeyo ne kisambajja ebyafulumidde mu mawulire nti abasirikale abakuuma omulamuzi Yorokamu Bamwine bakubye amasasi abantu abateberezebwa okuba nti babadde balinya akagere omulamuzi ono Kigambibwa nti bino byaliwo ku lunaku lwakusatu e Kamwokya kunjegoyego zekibuga Kampala Amawulire galaga nti poliisi ye Kira yayimiriza emotoka egambibwa okuba nti yali egoberera omulamuzi Bamwine ne bakubako…

Read More

Omulamuzi Tsekooko aziikibwa leero

Bya Prossy Kisakye, Eyaliko omulamuzi mu kkooti ensukulumu omugenzi Wilson Tsekooko aziikibwa leero ku bijja bya bajjajjabe ku kyalo is Bunakhaima mugombolola y’e Butiru ekisangibwa mu disitulikiti y’e Manafwa. Tsekooko yassa ogw’enkomerero ku lunaku lw’ebbalaza nga aweza egy’obukulu 77, at ku ddwaliro lya Norvik hospital mu Kampala oluvanyuma lwokutawanyizibwa ekirwadde kya kokolo w’obusajja. Omugenzi wakujukirwanyo mu kitongole…

Read More

Kyagulanyi ssi Mulabe

Bya Ivan Ssenabulya Ab'ekisinbde kya People Power bawakanyizza ebigambo byomukulembeze w egwanga Yoweri Museveni, eyategezezza nti omubaka wa Kyadondo East mu palamenti Robert Kuagylanyi, mulabe wenkulakulana ye gwanga. Presidenti Museveni bino ybyogedde bweyabadde wayaamu naba BBC, nanenya Bobi Wine okugenda mu mawnag ge bweru, ngalemesa abasiga nsimbi okujja mu Uganda. Ono yagambye nti naye yaliko ku ludda oluvuganya…

Read More

Gwebakutte ne ssekokko enzibe bamusse

Bya Abubaker Kirunda Agambibwa okunbeera omubbi wa ssekokko, abatuze bamukakanyeko nebamukuba nebamutta. Bino bibadde ku kyalo Kamwokya mu gombolola ye Buyengo mu district ye Jinja. Omuddumizi wa poliisi ye Kakira David James Wamunyerere akakasizza ettemu lino, wabulanga ougenzi tanetegekereka bimukwatako. Ono bamausanze ne ssekokko eno, nga kisybirwa ebadde nzibe okuva ewomutuze omu.avumiridde ebikolwa ebyokutwalira amateeka mu ngalo.

Read More

Taata n’omukayala abagambibwa okutta omwana babakutte

Bya Damalie Mukhaye Poliisi mu district ye Wakiso eriko abantu 2 begalidde ku byekuusa ku kutibwa komwana owemyaka 2 nekitundu Simbwa Patrick, gwebasuula mu kabuyonjo. Omwana ono kigambibwa nti taata we yennyini yeyamutta, ngono makanika wamazzi. Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Patrick Onyango agambye nti omwana yamukuba ku simenti oluvanyuma omulambo nagusiba mu kaveera. Omukwate taata womwana, agambye…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play