Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Musanvu bafiiridde mu kabenje

File Photo: Police nga eteeka omuntu kukabangaali Abantu musanvu beebafiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Fortportal okudda e Kasese. Kiroole namba UAJ 694 T ebadde etisse amatooke eyabise omupiira ng’eri mu koona n’egwa . Bonna abafudde babadde ku kiroole waggulu Aduumira poliisi mu bitundu by’ensozi ze Rwenzori Denis Namuwoza agambye nti abalala bana baddusiddwa mu ddwaliro lye…

Read More

Omulambo gwa Aronda gutuuse mu ggwanga

File Photo:Eyabadde Minisita wa internal Affairs Aronda Nyakayirima Omulambo gwa Gen Aronda Nyakairima gumaze okutuuka mu ggwanga Ono aggyidde ku nyonyi ya Emirates ng’ebaddemu n’abalala abajjidde ku mulambo guno okuva e Dubai. Ebyokwerinda binywevu ddala ku kisaawe ng’abakulu abenjawulo webaali okukima omulambo guno. Bendera z’eggwanga nazo zewuubira wakati ku miti okulaga embeera y’okukungubagira eyali aduumira amaggye g’eggwanga ng’era y’abadde…

Read More

Eby’okwerinda binywezeddwa ku kisaawe Entebbe

File Photo:Enyonyi eleese omulalambo gwa Genelo Aronda Ebyokwerinda binywezeddwa ku kisaawe ky’enyonyi Entebbe wakati mu kulindirira omulambo gw’abadde minisita w’ensonga zomunda w’eggwanga Gen Aronda Nyakairima. Ewayingira ku kisaawe waliwo abaserikale bangi abakebera abayingira. Abamu ku bakungu ba gavumenti batuuse dda nga bakulembeddwamu minisita w’ebyokwerinda  Dr Crispus Kiyonga ne ssabadumizi w’amagye g’eggwanga Gen Katumba Wamala Yo enyonyi erimu omulambo esubirwa…

Read More

Aba NRM bakyalwana

File Photo: Abawagizi ba NRM Waliwo ekibinja ky’abawagizi b’ekibiina kya NRM okuva e Ntusi ne Lwemiyaga abakwanze akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina kya NRM  ekiwandiiko nga bemulugunya ku kyekubirira mu kakiiko ka disitulikiti ak’ebyokulonda. Ekibinja kino kikulembeddwamu omubaka w’e Lwemiyaga Theodore Sekikuubo nga bagamba akakiiko kano tekamanyi byekakola. Nga bakwasa ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina Tanga Odoi , balumirizza abatwala eby’okulonda…

Read More

Aba DP balonze munnamateeka e Mukono

File Photo: Abdallah Kiwanuka nga abapolice bamukutte Okulonda kwa DP okwa banawanika bendera ngababaka ba palamenti e Mukono kukomekerezeddwa. Aba Mukono North balonze munnamateeka Abdallah Kiwanuka abadde avuganya ne Ssabawandiisi wa UYD Charles Wasswa. Kiwanuka aweze okufafagana nabe NRM lwebanasobola okukola ku bizibu ebibaluma ngabyenjigriza ebibi mu masomero nembeera yabakozi embi mu makolero. Asabye abantu okuba abagumu kuba akalulu…

Read More

Muyimbule omukuumi wange- Mbabazi

File Photo: Omukumi wa mbabazi eyakwatidwa Ab’enkambi y’eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi baagala akulira  abakuumi be eyakwatiddwa poliisi ayimbulwe mangu. Christopher Aine y’akwatiddwa ku balaza ya sabbiiti eno nga poliisi ezze yegaana okumukwata okutuusa olunaku lw’eggulo bweyakkaiyizza nti ddala bebamulina. Akulira ebyamawulire bya Mbabazi  Josephine Nkangi agamba oba omuntu wabwe alina omusango oba nedda bamuyimbule oba ssikyo atwalibwe…

Read More

Abavuganya batandise olusirika

Olusirika  lw’okulonda anakwatira omukago ogugatta ebibiina ebivuganya gavumenti bendera mu kulonda kwa Pulezidenti omwaka ogujja lugenda mu maaso wali ku Royal suites e Bugoloobi. Olusirika luno lwetabiddwamu abakulira ebibiina by’obufuzi ssaako n’abakulu b’omukago guno.   Abaliyo kuliko ssenkaggale w’ekibiina kya DP  Norbert Mao, eyali omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Gilbert Bukenya, Dr Kiiza Besigye n’eyali ssabaminisita w’eggwanga  Amama Mbabazi. Amyuka omwogezi…

Read More

Emmundu ezuuliddwa

File Photo: Emundu ye kika kya AK 47 Poliisi mu Arua ezudde emmundu eyakozesebwa okutta abakuumi b’ekkuumiro ly’ebisolo lya Achai 2. Ababiri bano batibwa nga balondoola ababba emmundu okuva mu nkambi y’ekkuumiro lino. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya West Nile  Josephine Angucia ategezezza nga bamukwata mundu ababiri era bwebalumba n’amaka ga Jimmy Tabu. Angucia akakasizza nga ddala emmundu…

Read More

Poliisi ekkirizza okubeera n’omukuumi wa Mbabazi

File Photo: Police nga ekwata omukumi wa mbabazi Poliisi ekutte aduumira abakuumi b’eyali ssabaminisita w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi. Christopher Aine  y’akwatiddwa nga bamuvunaana kukola buvuyo n’efujjo. Mu kiwandiiko kya poliisi kyefulumizza etegezezza nga Aine n’abakuumi abalala abakuuma Amama Mbabazi bwebazimuula ebiragiro bya poliisi ebyobutakuba nkungaana e Jinja. Akulira ebyamawulire bya Mbabazi  Josephine Mayanja Nkangi. Y’avaayo n’ategeeza nga Aine…

Read More