Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

UNEB yakwawula ebigezo by’amasomero ga gavumenti

Ababaka abatuula klu kakiiko ka parliament ak’ebyenjigiriza bonna basazewo bukuyege nebalagira ekitongole ky’ebyebigezo mu ggwanga ekya UNEB okutandika okwawula ebinavanga mu bigezo by’amasomero g’obwananayini n’agagavumenti. Kinajukirwa nti bano bazze bemulugunya ku ky’okugatta ebiva mu bigezo by’amasomero gonna nga bagamba tekiraga bulungi ngeri masomero ga gavumenti gyegaba gakozemu. Abamu ku babaka bano abatuula ku kakiiko kano okuli sylivia…

Read More

Besigye bamugalidde Naggalama

Kyadaaki police ekakasizza nga bw'ekutte era n'egalira Dr col Kiiza Besigye nga mukiseera kino ali ku poliisi ye Naggalama. Besigye abadde  ayoleklera ekitebe ky'ekibiina e Najjanankumbi, kyoka nga awerekerewako ebbiina ly’abantu. omwogezi wa poliisi  mu kampala n'emiriraano Patrick Onyango ategezezza  nti Besigye ono baamulabuliddewo  ku ky'okutambula n'abantu abangi , kyoka kino nakiwakanya. Mukaseera kano ali Naggalama ku poliisi …

Read More

Ebola siyaluma abe Masaka- Typhoid y’abatta

Minisitule y’ebyobulamu ekakasizza nti ekilwadde ekitandise okutta bannamasaka musujja gwa mu byenda ogumanyiddwa nga Typhoid sso ssi Ebola nga abamu bwebabadde balowooza. Minisita w’ebyobulamu omubeezi akola ku bujanjabi obusokerwako Care Sarah Opendi agamba ebiva mu kukebera abalwadde bilaze nti ono Typhoid ssi Ebola. Asabye abatuuze b’e masaka basigale nga bakkakamu era balopere ab’ebyobuloamu omuntu yenna gwebalaba n’obulwadde…

Read More

Bannamakolero babanja banka yaabwe

Bannamakolero basabye gavumenti eyanguye mangu okussa ensimbi mu banka y’ebyenkulakulana eya Uganda Development Bank business bweziba zakutinta mu Uganda. Kinajukirwa nti mu mwaka gw’ebyensimbi oguwedde, gavumenti y’asuubiza okuteeka obuwumbi 500 mu banka eno okudda engulu wabula mpaawo nsimbi yasindkibwawo. Kati bw’abadde alabiseeko mu maaso g’akakiiko ka parliament akakola ku by’enfuna, akulira kampuni ya Nyanza Southern Range ,…

Read More

Abavubuka b’eMasaka baweze okwekalakaasa

  Gavumenti  ezzemu okusaba bannayuganda  bonna okutandika okukozesa, kko n’okwagla enimi enzaliranwa naddala kumutendera ogw’awansi mu masomerero. Kuno okusaba kukoledwa minister omubeezi ow’ekikula kyabantu Rukia Nakadama, nga eggwanga lyetegekera okwegata kunsi yona okukuza olunaku lwenimi enzaliranwa nga April 8th. Nakadama agamba nti abaana ba  yiga nyo nga basomesebwa munimi zebategeera, kale nga kino kyetaga okuteekako omulaka Ono agamba nti…

Read More

Gavumenti ekunze ku nnimi enansi

Gavumenti  ezzemu okusaba bannayuganda  bonna okutandika okukozesa, kko n’okwagala enimi enzaliranwa naddala kumutendera ogw’awansi mu masomerero. Kuno okusaba kukoledwa minister omubeezi ow’ekikula kyabantu Rukia Nakadama, nga eggwanga lyetegekera okwegata kunsi yona okukuza olunaku lwenimi enzaliranwa nga April 8th. Nakadama agamba nti abaana ba  yiga nyo nga basomesebwa munimi zebategeera, kale nga kino kyetaga okuteekako omulaka Ono agamba nti…

Read More

omusomesa eyakutte omuyizi banne bamuvuddemu

Abasomesa ku ttendekero ekkulu e Makerere abasomesa ku nsonga z’abakyala n’ekikula ky’abantu bavumiridde ekikolwa kya munaabwe agambibwa okusobya ku omuyizi ow’omwaka ogusooka. Omusomesa ono kati ali mu kaduukulu ka poliisi, kigambibwa okuba nti yasobeza ku muwala ono ,bwekabade kebase mu kisenge mwekasula Kati omukwanagana w’abasomesa bano peace Musimenta, agamba nti abasomesa baliwo kusomesa bayizi sso ssi kwegadanga…

Read More

Abakazi baagala ebifo 40% ku ba minisita

  Nga eggwanga lirindirira okulangirirwa kwabaminisita abanabeera mu gavumenti, ababaka abakyala mu palamenti y’eggwanga batukizza eky’okuweebwa ebifo 40%. Mu kuggulawo olukungaana lw’abakyala olw’ennaku 2, ssentebe w’ekibiina ekigatta ababaka ba palamenti abakyala Betty Amongi ategezezza nga abakyala ensonga zabwe bwezitakoleddwako nga bwezisanidde lwakubulawo kwa ddoboozi ly’amwanguka.     Agamba amateeka agakwata ku bakyala okuyisibwa kisaana nga balina abakyala abali mu buyinza…

Read More

Katikiro anyonyodde ekikyalemesezza Amasiro okuggwa

Ate mumalala Katikiro wa Buganda  Charles Peter Mayiga ategezezza nti ekiviriddeko okukeerewa okumaliriza okuddamu okuzimba amasiro g’e Kasubi kivudde bulombolombo obulina okugobererwa. Mu lukiiko olubadde wali e Bulange Mengo, Katikiro ategezezza nti eby’obuwangwa byonna bwebirina okugobererwa, kale nga balina kubikwata mpola. Katikiri era yenyamidde olw’abantu abagenda mu maaso n’okuvumirira emirimu egigendereddwamu okuzza Buganda ku ntikko gamba nga…

Read More

Ababaka ba Palamenti babalangidde omululu

Abalwanyisa obuli bw’enguzi mu ggwanga bavumiridde eky’ababaka ba parliament okusaba bongezebwe ku nsako yaabwe. Akulira ekibiina kya  Transparency International Peter Wandera agamba ababaka bano baalaze omululu bwebataddewo ensako endala okuli okuweebwa obukadde 2 ez’ekyemisana n’ekyenkya buli mwezi nga kwogasse n’obukadde 3 ez’enyumba. Agamba omugugu gwonna gweyongera eri mu muwi wa musolo, kale nga ekyamangu okutangira kino kirina…

Read More