Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Dhaira bamusabidde

Abantu ab’enjawulo okuli bannabyamizanyo, bannabyabufuzi n’abalala batenderezza nyo omugenzi Abel Dhaira  eyali omukwasi wa goel ya uganda crane olw’ebilungi by’akoledde eggwanga . Bino byogedwa abantu eb’enjawulo a beetabye mu misa y’okusabira omwoyo gw’omugenzi wali ku Kanisa ya All saints e Nakasero. Mumisa eno omutendesi wa Uganda Cranes  Micho  ategezezza nga Dhaira buli kiseera bw’alisigala mu mitima gyabannayunga…

Read More

Poliisi yewozezaako ku bye Kasese

  Poliisi  yewozezzaako ku bantu bebakubye amasasi mu disitulikiti ye  Kasese olunaku lw’eggulo. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba nti poliisi y’abadde  egezeeko okunoonyeereza za ku Julius Kule agambibwa okubeera omutemu , era nga yabade yekwese mu Lubiri lwomusinga, wabula kyababuseko okulba nga abakuumi bomusinga babambalide mukavuvugngano abantu 2 nebatibwa, nga kwogase nabakuuma dembe 2 Enanga…

Read More

Agambibwa okubeera omuyekera bamukutte

Poliisi  etegezezza nga bweliko ateberezebwa okubeera omuyeekera gwekutte, ono yoomu kubabade kubabade abategese okutandika okuteganya etundutundu lino eriri wansi w’amayanja. Akwatiddwa ye  Frank Anon nga kigambibwa nti ono yakulira ekibinja ekya aba-congo ekya FDIR , era nga ono okukwatibwa abade agezeeko okusaba obubudamu mu nkambi y’ababundabunda ku Old Kampala. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba…

Read More

Sejusa bamuyimbudde

Daaki eyali akulira ebitongole ebikessi mu gwanga Gen. David Sejusa ayimbuddwa kati alya butaala. Kkooti enkulu eyimbudde Ssejusa ku bukadde bwakuno 10 ezitabadde zabuliwo. Abamweyimiridde kubaddeko loodi meeya Erias Lukwagone  Dr. Deo Lukyamuzi ku bukadde 50 ezitali zabuliwo. Omulamuzi Masalu Musene alagidde Ssejusa okweyanjulanga mu kooti buli luvanyuma lwa ssabiiti bbiri. Kinajjukirwa Sejusa yaddukira mu kooti enkulu ngayagala yeyimirirwe…

Read More

Enkuba egoyezza abe Sembabule

Enkuba eyamanyi erese ensuku ezisoba mu 100 zisanyiziddwawo mu disitulikit ye Semababule. Enkuba eno etonyedde kumbi essaawa 3 ebaddemu kibuyaga owamanyi nga era n’obusolya bungi butikuddwa. Ebyalo ebisinze okukosebwa kuliko  Bugenge, Kitagabana, Lubanja ga n’emisiri gyamuwogo wamu ne lumonde byonobese. Kati abatuuze basabye abakulira disitulikiti yaabwe wamu n’ababaka ba palamenti babaddukirire okuzzawo amaka gaabwe naye boolekedde okusula ebweru.

Read More

Cholera yakatta omu e Butaleja

  Ekirwadde kya Cholera  kyakatuga omuntu omu mu disitulikiti ye Butaleja. Akulira ebyobulamu mu disitulikiti eno Dr John Matovu eyafudde y’omu ku bantu 35 abatwaliddwa mu ddwaliro lya Nabiganda Health centre IV. Agamba okuva ku Easter banji bakwatiddwa Cholera era nebaweebwa ebitanda ngeyasooka okuleetebwa bamugya mu tawuni ye Nabiganda. Dr Matovu anyonyodde nti bataddewo ekifo ekyenjawulo webakuumira abalina cholera…

Read More

Abe Mukono babinuka lwa Museveni

File Photo: Museveni nga yogerako ne bana NRM e'Mukono Abawagizi ba NRM e Mukono bayisizza ebivvulu akawungeezi akayise olw’obuwanguzi bwa President Museveni mu musango gw’ebyokulonda John Patrick Amama Mbabazi mwabadde awakanyiriza obuwanguzi bwe. Mu bivvulu bano byebayisizza ebyalabise ngebitajjumbiddwa byakulembeddwamu minister omubeezi owobutonde namazzi era omubaka wa Mukono North Ronald Kibuule. Bano basaze ente mu masekatti goluguudo lwe…

Read More

Amerika esabye bannayuganda bakkirize ebyavudde mu kkooti

File Photo: Sabalamuzi wa Uganda Bart Katureebe Eggwanga lya Amerika lisabye bannayuganda bakkirize byonna ebyasaliddwawo kkooti ensukuklumu bweyagobye omusango gw’ebyokulonda ogwawaabwa Amama Mbabazi. Ekitebe kya Amerika kino kifulumizza ekiwandiko nebasaba gavumenti ekle enongosereza mu mateeka g’ebyokulonda nga abalamuzi bwebawabudde mu myaka 5 egiggya. Ekiwandiiko kino era kitegezezza nga abantu ebibaluma byebazze balajanira gavumenti ekolekeo…

Read More

Poliisi yakuva ewa Besigye

  Kyaddaaki poliisi yakuva mu maka ga Besigye Ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura alagidde  adumira poliisi ye Kasangati James Kwalya aggye mangu abaserikale mu maka ga Besigye ne mu kuno erigenda ewuwe. Wabula Kayihura ategezezza nga bwebagenda okulondoola Besigye aleme kukyankalanya mbeera. Agamba Besigye bw’aba alina kyeyemulugunyako agende mu kkooti nga Mbabazi aleme kutabangula mirembe n’okuteeka eggwanga ku bunkenke. Mungeri…

Read More