Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Police etongozezza ebikujuko by’olunaku lw’abakyala.

Bya samuel Ssebuliba. Wano mu Kampala,abakyala abaserikale okuva mu bitongole bya police byonna bakedde ku nguudo okulambika entambula y'ebiduka, nga ono yoomu ku kawefube ow'okukuza sabiiti enamba eyabakyala,ate olunaku lwenyini lukuzibwe nga 8th  omwezi guno. Kati  bano leero bakedde kubuli nkulukungu, nga amakulu kulaga gwanga nti newankubade bakyala basobola okukola emirimo egisoomoza nga gino. Twogedeko ne Clair Asasirwe…

Read More

Ateberezebwa okutta baawe akwatiddwa.

Bya Magembe Ssabiti Police e Mubende ekute omukazi Katusiime Christine owemyaka 42 eyatta bbawe Lugumayo Vicent ku ntandiikwa ya Week eno. Ettemu lino lyaliwo ku Monday ya Week eno ku kyalo Kabalungi mu gombolola ye Nabingoola e Mubende Christine Katusiime bweyakuba baawe omuggo ku mutwe ogwamutta nga entabwe yava ku mmere. Omwogezi wa police atwala Wamala Region Norbert…

Read More

Omusajja yetugidde mu Lodge.

Bya Abubaker Kirunda. Entiisa ebuutikidde abatuuze be Walukuba  wano mu -Masese Division , omusajja wa myaka 30 bweyetukidde mu lodge. Samuel luuka  nga mukozi wa Bidco yaasangiddwa nga yetugudde mu lodge emu esangibwa e Masese amakya ga leero. Kigambibwa nti omugenzi ono okwejja mubudde akozeseza buguwa bwa ngato. Mukaseera kano police etandise okunonyereza ku nsonga eno  

Read More

Kizuuse nga masekati ku bannayuganda tebalina kyakulya.

Bya Ritah Kemigisa. Waliwo okunonyereza okukoleddwa nezisuuka nga masekati ku bannayuganda  tebalina nsimbi zakwebeezawo, era nga  tebalina na kyakulya kyamisana na kyagulo. Kuno okunonyereza kwakoleddwa  ekibiina ekya Twaweza, nga kwalaze  nti ebitundu 84% kubannayuganda sibasanyufu n'engeri eby'enfuna bya uganda gyebidukanyizibwamu. Bwabadde afulumya alipoota eno Marie Nanyanzi nga ono yakulira ekiwayi ekya  Sauti Za wananchi mu kibiina kino…

Read More

Aba NRM tebalina nsimbi ez’okunoonya kalulu ak’ekikungo ku kisanja.

Bya Moses Kyeyune. Nampala w’ekibiina kye NRM omukyala Ruth Nankabirwa ategeezeza nga kaweefube w'okunoonya akalulu k'ekikungo gwebatongozza bwatalina nsimbi zigenda kumuvugirira Kinajukirwa nti bano baasinzidde kiboga ku lunaku olwa sunday oluwedde nebategeeza nga bwebatongozezza kaweefube ow'okusaba bannayuganda bakirize  omukulembeze we gwanga afuge emyaka 7 okuva ku myaka 5 gyabaddde afuga buli kisanja. Kati twogedeko ne Nankabirwa n’agamba nti…

Read More

Ababundabunda beetaga masomero gaabyamikono.

Bya Ben Jumbe. Minister omubeezi akola ku bigwa Musa Ecweru asabye abagabirizi b’obuyamba okuzimba amasomero ag’ebyemikono mu nkambi z'ababundabunda gayambe okusomesa abantu bano abeeyiwa mu uganda,waakiri babeeko amasomo g’ebyemikono gebayiga. Ono wayogeredde bino nga ababaundabunda abajja mu uganda buli kadde beyongera , era nga mu kaseera kano abasinga bava mu gwanga lya congo okujja mu uganda. Ecweru agamba…

Read More

Police yakunonyereza kunkola ya ISO.

Bya ssebuliba samuel Police etegeezeza nga bwegenda okutandika okunonyereza ku bigambibwa nti ekitongole ekiketera munda mu gwanga ekya ISO kyebade kiwambye omukyala munsi w'egwanga elya congo nga ono abadde amaze anaku 5 mubuwambe. Omukyala ono Nganga Bibiche Bola kigambibwa nti yawambibwa  nga 23rd, Feb 2018  okuva mu makaage wano e Konge, Makindye, kyoka olunaku olw'egulo yakomyewo nga…

Read More

Abadukanya wooteri bagumiza bannayunda ku butemu

BY TOM BRIAN ANGURINI. Banyini woteri  mu Uganda abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Hotel Owners Association bagumizza bannayuganda nga ebifo ebisulwamu byonna bwebirina obukuumi obumala . Bano okuvaayo kidiridde abagwira kaakano abaweze mukaaga okufiira mu uganda nga abasinga baafiridde mu mawooteri gano. Twogedeko ne Jean Byamugisha nga ono y'akulira ekibiina kino n'agamba nti nabo kibaluma okulaba nga…

Read More

Aba NRM baakulonda abakulembeze mu district empya.

Bya Ben Jumbe. Ekibiina ekya NRM kitegeezeza nga  bwekigenda okutekateeka okulonda kw'abakulembeze baakyo mu district empya ezakatondebwawo , nga kino bategese okukikola mu myezi 2 egijja. Kino ekyama kibotoddwa akola ku by'ensimbi mu kibiina kino Dr. Hassan Wasswa Galiwango  bwabadde asisinkanyeemu abakungu ba NRM okuva mu bitundu bye gwanga ebyenjawulo abasoba mu 100 Ono agamba nti ezimu ku…

Read More

Minisita Lokodo alumbiddwa ekimbe- adusiddwa e mulago

Bya samuel Ssebuliba. Amawulire getwakafuna galaga nga minister akola ku nsonga z'empisa n'obuntu bulamu  Simon Lokodo bwagonose nga ali e Kalangala , okukakana nga adusidwa wano e mulago nga embeera sinungi. Tutegeezeddwa nti e kalangala omukulu ono abadde agenzeeyo ku mirimo gya gavumenti , kyoka nalumbibwa ekirwadde ky'okusanyalala, ko ne pressure okukakana nga embeera eyononese. Twogedeko ne…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play