Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Cholera yakatta abantu 29 e Hoima

Bya Francis Mugerwa Ekirwadde kya Cholera kyakatta abantu 29 mu district ye Hoima okusinziira ku batwala ebyobulamu. wiiki ewedde ekirwadde kino kyakaksibwa mu banoonyi bibubudamu banansi be gwanga lya  Democratic Republic ya Congo abali mu nkambi ye Kyangwali. Ku bantu 962 abaterezebwa okubeera ne Cholera, Dr Joseph Ruyonga, akulira ebyobulamu mu district ye Hoima atagezeza nti 29 bafudde. cholera…

Read More

Ababadde batigomya abasubuzi bakwatiddwa

Bya Shamim Nateebwa Poliisi ekutte ababadde batigomya abasubbuzi bomu-Kampala. Police ya Arua Park ngekulembedwamu Tomas Baboineki  ekoze ekikwekweto ku kabinja k’abavubuka ababadde bataayiza abantu abasuubula mu Kikuubo nga bava mu bbanka ne babanyagako ensimbi. Kino kiddiridde abasuubuzi mu bitundu okuli  Kikuubo, Arua Park ne Nebbi Park abatwala ebintu mu South Sudan ne disitulikiti z’obukiika kkono bwa Uganda okwekubira…

Read More

Abasawo bo’ku byalo bagala nsako

Bya Gertrude Mutyaba Abasawo boku byalo ba Village Health Teams ku mwalo gw’e Lambu mu district ye Masaka beekubidde enduulu eri gavumenti nga bemulugunya kungeri gyebatafibwako. Abasawo bano nga bakulembeddwamu Harriet Nassali ne Nalongo Jesca Nassanga bagamba nti bakola omulimu munene nnyo mu bantu kyokka bakomekkera tebasasuddwa wadde ekikumi nga wano baagala gavumenti ebalowozeeko kuba balina abantu bebalabirira omuli…

Read More

Omusawo we Makerere ayitiddwa ku byokubawaza abayizi

Bya Ndaye Moses Abakulu ku ttendekero lye Makerere bayise omusomesa Dr Swizen Kyomuhendo, ngerinnya lye lyanokodwayo mu ggulire eryavudde mu kunonyereza okwenjawulo ku TV emu nga bwabaddenga yenyigira mu kukubawaza omwana owobuwala. Mu bbaluwa eyawandikiddwa eri Dr Kyomuhendo, alagiddwa okwenyonyolako mu alipoota ejjudde opbulungi eri bakama be ku biki ebyamwogeddwako. Wabula guno ssi gwemusango gwokka ogwekuusa ku kwesa…

Read More

Okuggala amasomero kukyabayombya

Bya Ivan Ssenabulya Abakulembeze e Mukono bawakanyizza entekateeka zo’mubaka Nambooze eyaweze okukunga abantu balwanyise abalambuzi bamassomero ku kyokuggala amasomero gebagamba nti tegalina bisanyizo. Omubaka Nambooze yategeza nti amasomero agagalwa gali mu mbeera nnungi nokusinga aga gavumenti, kalenga kuno kulemesa baana babanaku. Wabula omumyuka wa mayor we Mukono Jamadah Kajoba agamba nti kikafuuwe ebikwekweto bino byakugenda mu maaso, kubanga…

Read More

Obutakanya e Mukono olwo’musolo

Bya Ivan Ssenabulya File Photo: Ekibuuga kye Mukono Obutakannya mu bakulembeze bekibuga Mukono ku nsonga zomusolo bweyongedde. Omubaka wa munispaali eye Mukono Betty Nambooze awakanya omusolo ogusolozebwa ku nguddo nti teguli mu mateeka. Bino webijidde nga waliwo kamupuni eyaweebwa okusolooza omusolo ku mmotoka ezisimba mu kibuga, wabula omubaka  Nambooze alangiridde nti okuva olwaleero nga 1st March 2018 tagenda kukiriza…

Read More

Poliisi etaddewo obukadde 100 ku basse Omugenzi Suzan

Bya Sam Ssebuliba Poliliisi etaddewo ekirabo kya bukadde 100 eri anawaayo amawulire, ku batemu abajje omukazi Susan Magara mu bulamu. Omugenzi Susan Magara eyali yabuzibwawo, omulambo gwe gwasangiddwa amakya ga leero ku luguudo lwa Southern Bypass. Bwabadde ayogerera mu lukungaana lwabanamawulire, Abas Byakagaba akuliddemu ekikwekweto kyokuyigga abatemu, ategezeza nti poliisi yafunye akatambi akalimu amaloboozi, akayinza okuba nga abazigu…

Read More

Kitatta ayanukudde ku misango, nebamuzaayo ku alimanda

Bya Ruth Anderah Omuyima wakabinja ka Boda-Boda 2010 Abdullah Kitata has ddaaki akiriza okwanukula ku misango ejimuvunanibwa mu kooti yamagye, egyokusangibwa nebyokulwanyisa mu bukyamu. Kitata nabantu abalala 11 bwebavunanibwa wabula begaanye emisango 6 ejibasomeddwa. bano bazooka kulabikako mu kooti eno nga 13th February wa 2018  wabula nebagaana okubaako kyebanyega mungeri yokuwakanya ekyokubavunanira mu kooti yamagye kubanga ssi bajaasi…

Read More

Kattikiro ali Buddu

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akutiide abalimi okwetegekera okusimba ebirime. Katikkiro ali mu ssaza lya Buddu okulambula abalimi b'emwanyi abaganyuddwa mu nteekateeka y'obwakabaka ey'okugabira abantu ba Beene emwanyi. Katikkiro  alambudde ennimiro z'essaza okulimibwa ensuku, emmwanyi, obutunda nebintu ebiralala. Abalimi bakubiriziddwa okuba obulindaala n’ensigo ze bagenda okusimba sizoni eno kuba egenda kutandika mu March, ne balabulwa…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play