Bya samuel Sebuliba.
Banyini masomero ag’obwananyini balaze obw'enyamivu olwa government okwefunyirira ku ky'okuggala amasomero geegamba nti tegaweza bisaanyizo.
Kinajukirwa nti ministry eno ekedde kutegeeza nga bwegenda okugala amasomero agawerako nga egalanga kulemwa kutuukiriza bisanyizo.
Kati bano nga bayita mu kibiina kyabwe ekibagatta ekya Federation of Non-State Education Institutions bategeezeza nga bino bwebivudde ku bunafu bwa government okulambula amasomero…
Bya Steven Ariong
Abatuuze abalunda embizzi mu district ye Abim mu bitundu bye Karamoja kikakasiddwa nti bakira eddagala eriwerweeza ku kawuka ka mukenenya, okuliwa ebisolo babwe.
kino kibotoddwa oluvanyuma lwokunonyereza okumala wiiki namba okwakoleddwa aba Daily Monitor mu magombolola okuli Morulem, Awac, Otukei ne Alerek.
Joicy Akidi nga mulimi mu kitundu kye Alerek agambye nti eddagala lya ARVs ligezza…
Bya Damalie Mukhaye
File Photo: Omwogezi wa FDC Ssemujju
Abavuganya gavumenti mu kibiina kya FDC, bawkanayizza ekyokuggala amsomero, agatalina bisanyizo nagalina license.
Gavumenti yalangiridde nti amasomero omutwalo 1 mu 3,000 agaggalwa ssi gakutandika kubanga abasing tebalina bisanyizo bisokerwako.
Bwabadde ayogera ne banamwulire ku wofiisi zekibiina e Najjanakumbi, omwogezi wa FDC Ibrahim Ssemujju Nganda ategezeza nti gavumenti tegwana kwenyumiriza mu…
Bya Malikh Fahad
Entiisa ebutikidde abe Kimanya mu district ye Masaka, mutuuze munaabwe bwakidde mukyala we namutta naye neyetuga.
Bino bibadde ku kyalo Kitabazi mu division ye Kimanya Kyabakuza.
Emmanuel Kavuma yakidde mukyala we Frolence Nalubega namutta, bwabadde tanaba naye kwejja mu bulamu.
Okusinziira ku balirwana, bino byaliwo ennaku emabegako, nga bawulidde kivundu ekibadde kiva mu nnyumba, nebayita poliisi…
Bya Abubaker Kirunda
Police e Kamuli eriko omusajja wa myaka 34 gwegalidde, ku byekuusa ku kuwamba abaana babiri.
Omukwate mutuuze we Bukaibale mu gombolola ye Balawoli mu district ye Kamuli.
Ssentebbe we kyalo Buyinza Isabirye ategezeza nti omukwate abadde yaggalira abaana mu nnyumba ye okuli, owemyaka 7 nowemyaka 10 nekigendererwa ekitanaba kukakasibwa.
Abaana bano, babadde banonyezebwa oluvanyuma lwabazadde baabwe…
Bya Andrew Bagala
Poliisi eriko omusajja gwekutte ateberezebwa okutta, omuyimbi Moses Sekigobo abadde amanyiddwa nga Mozey radio.
Okusinziira ku Rwamusaayi Frantile omuddumizi wa poliisi ye Katwe, Godfrey Wamala amanyiddwa nga Troyi yakwatiddwa okuva e Kyengera mu nnyumba ya mukwano gwe gwe gyabadde yekukumye.
Poliisi egamba nti yatemezeddwako, abatuuze.
Ono yakwatiddwa natwalibwa ku poliisi ye Katwe gyeyakoledde statement oluvanyuma nebamwongerayo Entebbe…
Ssebuliba samuel
Omuloodi w'eKibuga Kampala Erias Lukwago ayambalidde ebitongole eby'okwerinda okufayo enyo okuyigga abakyamu abatta abantu mu gwanga.
Ono abadde mukusabira omwoyo gw'omugenzi Moses Ssebogo wali ku lutiiko e Rubega emisaana galeero n'ategezza nga obumenyi bw'amateka bwebususse enyo kyoka bibala biva mu kunonyerezza.
Ono agamba nti abantu bangi battidwa mutundutundu lya Masaka ,Wakiso,wamu nebitundu byegwanga kyokka okunonyerezza okukolebwa…
Bya samuel ssebuliba.
Abayimbi okuli Joseph Mayanja ne mugandawe Douglous Mayanja amanyiddwa nga weasel bakulukusizza amaziga bwebabade boogera ku mugenzi mu lutiko e Lubaga.
Mukwogera Dr Jose Chameleon agambye nti yaabade omuwagizi wa mowzey Radio namba emu, kubanga ono yamumanya nga tanatandika nakuyimba.
Yye weasel wakati mukukulukusa abaziga agambye nti baali beesubiza ye nemunne bwebawangadde obulamu bwabwe bwonna…
Bya samuel ssebuliba.
Abatutumufu mu gwanga, ko nabayimbi b'egwanga lino basabidwa okutegekera obukadde bwabwe mukifo ky'okumansamasa ensimbi ku bintu ebitabazimba.
Bwabadde asabira omubiri gw'omuyimbi Moses Ssekibogo wali ku lutiiko e Lubega emisana ga leero, Rev.Father Kateregga Deograthous ategezeeza abakungubagizi nga bwewaliwo abantu abatenderezebwa nga bakabaka kyokka nga bwebadda okwabwe tebalina kyebekoledde wamu n'enganda zabwe.
Kati musajja wakatonda ajjukiza…
Bya Damali Mukhaye.
Akakiiko akalera edembe ly’obuntu mu uganda aka Uganda human rights commission, kakangukidde police olw’okukozesa amaanyi agayitiridde mukukwata musajja waayo Mohammed Kirumira olunaku olw'eggulo.
Kinajukirwa nti olunaku olw’egulo police yakozesezza ebyuma ebisala enzigi okuwangulamu oluggi lwa Kirumira, okukakana nga bamuwaludde okumutwaka ku police
Twogedeko ne ssentebe w’akakiiko kano Meddie Kagwa naagamba nti okukozesa obukambwe, ko n’okukuuba…
