Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Emilian Kayima akyusiddwa okumufuula omwogezi wa poliisi ye gwanga

Bya Damalie Mukhaye Abadde omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Emilian Kayima ajjuluddwa nebamufuula omwogezi wa poliisi mu gwanga okudda mu bigere bya Asan Kasigye. Bwbaadde ayogerako naffe, Kasigye atukaksizza nti akageri kabaddi nemirimu ejiwerako nouvunayzibwa obwemirundi ebiri ssbapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura yawabudde nti wabeewo enkyukakyuka. Wabula awakanyizza ebibadde bigambibwa nti alekulidde emirimu gya poliisi. Mu March…

Read More

FDC ewawabidde ssabapolice lwakutataaganya nkungana zaabwe.

Bya Ruth Anederah Ekibiina kya FDC kitutte Ssabapolice wa uganda mumbuga z’amateeka Gen Kale Kayihura, nga ono bamulanga kulagira Police n’atataganya kakuyege w'akulonda President w’ekibiina Bano nga bayita mumubaka we Buhweju Francis Mwijukye , bagenza mu kooti enkulu nga bagamba nti baagala kooti egaane ssabapolice obutadamu kuyingirira kakuyege  waabwe agenda mu maaso kubanga FDC kibiina ekiriwo mu…

Read More

Abasawo abekalakaasa babatutte mu kooti.

Bya Ruth  Anderah Waliwo ekibiina ekigamba nti ky’ekitaba abasawo ekya Uganda Medical Workers Union ekitutte abaaawo  abali mu kwekalakasa mu kooti enkulu , nga bano babalanga kugaana kukola nebadda mu kwekalakaasa      . Bano okusinga bawawabidde akulira abasawo ebekalakaasa wansi wa Uganda Medical Association nga ono yye Dr. Ebuku Ekwaro kko n’omubaka w’abakozi mu parliament Dr. Sam Lyomoki…

Read More

Okulonda kwebyalo kooti ekuyimirizza

Bya Ruth Anderah Kooti enkulu mu Kampala eyisizza ekiragiro ekiyimiriza okulonda kwe byalo nobukiiko bwbakyala, okubadde kubindabinda, okutuusa ngomusango oguli mu kooti eno guwuliddw amu bujjuvvu. Kino kidiridde omusomesa James Tweheyo, eyali ssbawandiisi wekitongole kya UNATU okuwaaba ngawakanya ekya, abayizi aba ssiniya 4 neyomukaaga abayinza okumibwa omukisa okulonda nga bali ku masomero. Omumyuka womuwandiisi wa kooti Sarah Langa…

Read More

Omusango gwa VJ Junior gwongezeddwayo

Bya Ruth Anderah Omusango gwomwogezi wa filimu Mary Smart Matovu amanyiddwa nga VJ Junior gwongezeddwayo okutuuka ngennaku zomwezi December 7th 2017. VJ Junior amakya ga aleero alabiseeko mu maaso ga kooti empya eyatekebwawo okuwlira emisango gyebyempuliziganya nemiralala egyekuusa ku buttoned obwomu ttale ku kooti ya Buganda mu maaso gomulamuzi Samuel Kagoda abadde atauddewo kulwa James Mawanda Eryeemye…

Read More

Ebibiina byobwanakyewa bisabye gavumenti ekwate Bashir avunanwe

Bya Dmalie Mukhaye Ebibiina byobwanakyewa baikubye omulanga eri gavumenti ya Uganda okubowa omukulembeze we gwanga lya Sudan Omar al-Bashir, bamuweeyo mu kooti yensi yonna okuvunanwa. Mu luklungaana lwabanamwulire olwawamu  olutudde e Ntinda ssenkulu wekitongole kya Human Rights Network, Mohammed Ndifuna agambye nti Bashir aliko ebiwandiiko bya mirundi ebiri ebimwetaaga mu kooti yensi yonna ngekimu kyafuluma nga march…

Read More

Abagobwa ku Kibira nate babagobye gyebabadde bewogomye

Bya Magembe Sabiiti Abantu  abawera 600 bebasobeddwa eka ne mukibira nga  kati bali mu kubundabunda oluvanyuma  lwokugobebwa  ku ttaka  kwebabadde mu disitulikiti ye Gomba ngettaka  lino mu kiseera kino ikuumibwa poliisi. Abantu  bano bali mu disitulikiti ye Kiboga ne Kyankwanzi oluvanyuma lw’okugobebwa  ku ttaka lyekibira kya gavumenti ekya Luwunga. Kinajjukirwa mu mwaka gwa  2014 gavumenti ngeyambibwako ebibiina by’obwanakyewa yabawa  ensimbi  Akawumbi kamu  n’obukadde 600…

Read More

Abasawo abakyatendekebwa nabo basazeewo okwediima

Bya Ndaye Moses Ngakediimo kabaswo kuyingira sabiiti ey’okubiri, nabasawo abakyali mu kutendekebwa bategeezeza nga bwebasazeewo okwegatta ku banaabwe bano bateeke wansi ebikola. Bano akawungeezi baatudde nebasalawo, era 52% nebakaanya nti bateeke wansi ebikola. Robert Lubega  nga ye president wabasawo bano abakyayiga agamba nti babadde batisibwatisibwa, okuva mu bakulira amalwaliro ga gavumenti songa bagala era gavumenti okulongoosa embeera gyebakoleramu. Wabula…

Read More

Omukulembeze we gwanga lya Sudan Omar al-Bashir atuuse mu Uganda

Bya Sam Ssebuliba Omukulembeze we gwanga lya Sudan eyamambuka Omar al-Bashir kati mutaka kuno, kwagenda okumala obugenyi bwa nnaku bbiri. Bashir atonnye mu gwanga ku kisaawe Entebbe wakati mu byokwerinda ebinywezeddwa nayanirizibwa omukulembeze we gwanga Yoweri K Museveni. Ebimu ebiri ku mwanjo era ebsimbiddwako amannyo, ono agenda kwetaba mu nteseganya ne munne owa Uganda emikago gyebyobusubuzi, gamba nga…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play